Abasuubuzi baggudde amaduuka, emirimu gizzeemu okutambula

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 19. 04. 2024
  • Olwaleero abasuubuzi abasinga bakedde kuggula maduuka gaabwe oluvannyuma lw'ennaku nga bagaggadde nga beemulugunya ku nkola eyitibwa EFRIS eyaleetebwa aba URA okulondoola ensolooza y'emisolo. Kino kiddiridde ensisinkano gye baabaddemu n'omukulembeze w'eggwanga akawungeezi k’eggulo mwe batuukidde ku nzikiriziganya ku nsonga ezenjawulo omuli n'ekyokuggula amaduuka.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Komentáře • 3