Akawungeezi
Akawungeezi
  • 39 342
  • 191 783 477

Video

ENNAKU ERABA OMULIMI: E Bukedea balaajana na bbeeyi ya muwogo egudde
zhlédnutí 2,1KPřed 22 hodinami
Abalimi ba muwogo mu bitundu by’e Teso bali mu kulaajana olw’okufiirizibwa kwe batuseeko nga kiva ku bbeeyi ya muwogo okugwa okuviira ddala mu mwezi gwa February omwaka guno.Kilo ya muwogo kati bagitunda nnusu 150 nga yava ku 300 mu December w’omwaka oguwedde ate ebbaafu ennamba eyali ku mitwalo ebiri n’ekitundu kati egula enkumi nnya zokka. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co....
OKUSUNSULAMU ABANAAZANNYA WORLD CUP: Uganda ettunka ne Botswana enkya
zhlédnutí 1,2KPřed 22 hodinami
Enteekateeka za Uganda Cranes ez'okuwangula omupiira gw'olunaku lw'enkya bwenaaba ettunka ne Botswana zitataaganyizidwamu oluvanyuma lwa mawulire nti kaputein wa ttimu eno Khalid Aucho siwakuzanya mupiira guno olw'obuvune.Aucho y'omu kubazanyi omutendesi Paul Put babadde asubira okusibirako olukoba olw'obumanyirivu bwalina mu ttimu y'eggwanga ate nga yabadde agikulembera okuva Emmanuel Okwi lwe...
BBASALE Z’EBUYIKWE: Aba Mukisa Foundation begaanye obufere
zhlédnutí 503Před 22 hodinami
Ab'ekibiina ky'obwanakyewa ekya Mukisa Foundation besamudde ebyabantu b'enjeru e Buikwe abagamba nti bawaayo ssente za bbasale kyoka nebabafera . Olunaku lw’eggulo waliwo abakazi abaliko wofiisi gyebazinze nga bagamba nti babafera . Kyokka kati bano bagamba nti ebyo bikolebwa kitomgole kirala so si bo. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug Follow us on Twitter ntvu...
OBUTABANGUKO MU MAKA: Omusajja atemye mukyalawe lwa nkola yakizaala-ggumbba
zhlédnutí 4,4KPřed 22 hodinami
Waliwo omuwala e Busia eyo addusiddwa mu ddwaliro nga apooca n’ebiwundu oluvanyuma lwa bba okumutematema nga amulanga kukozesa nkola yakizaala ggumba oba family planning.Omuvubuka akoze kino ye Fred Oundo era nga akumirwa ku police e Busia. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug Follow us on Twitter ntvuganda Like our Facebook page NTVUganda
Entiisa e Kagaando Mubende, mukaaga amasannyalaze gabasse
zhlédnutí 6KPřed 22 hodinami
Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze mu bitundu by'e Kigando amasannyalaze bwegakubye abantu 6 nebafiirawo mbulaga sso nga abalala baddusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka. Abafudde tukitegedde nti babadde bawanika weema y'omukolo gw'embaga wabula ebyuma nebikoona ku wwaya z'amasannyalaze. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug Follow us on Twitter ntvuganda Like our F...
Abawulirizza Pulezidenti okwanukula okuva mu bitundu
zhlédnutí 1,1KPřed 22 hodinami
Kati ate katufune endowooza z'abantu abalala mu bitundu by'eggwanga abawuliriza okwogera kwa Pulezidneti , oba ddala ayogedde ku bibaluma. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug Follow us on Twitter ntvuganda Like our Facebook page NTVUganda
BA KKANSALA ABAAGOBEDDWA E KALUNGU: Beesamudde eby’okulya enguzi
zhlédnutí 1,1KPřed 23 hodinami
Abamu ku ba kkansala abaagobwa ku bukiiko bwa district ye Kalungu bavuddeyo nebasambajja ebyogerwa nti beezibika ensimbi obukadde 200 nga beyambisa erinnya lya ssentebe wa district ye Kalungu Nyombi Mukiibi Khamad. Kinajjukirwa nti ku lw’okubiri lwa Sabiiti eno Ssentebe wa district y’e Kalungu Nyombi Mukiibi Khamad aliko ba kkansala okuva mu kibiina kye ekya NUP beyawummuza ku bukiiko, okwali n...
TEMWEKUTULA KU FDC: Ab’e Teso bayatulidde Besigye
zhlédnutí 2,9KPřed 23 hodinami
Bannakibiina ki Forum for Democratic Change oba FDC mu bitundu by’e Teso basabye akulira ekiwayi kya FDC eky’e Katonga Dr. Kizza Besigye okugenda mu maaso nokwogerezeganya nekiwayi ky’e Najjanankumbi basobole okukola bonna okumalawo obutakkaanya.Kino kiddiridde bano okuwakanya ekiteeso eky’okukola ekibiina ekipya okwetaba mu kisaawe ky’ebyofuuzi nga akalulu ka 2026 kabindabinda. #NTVNews #Akawu...
ENSONGA EZIRUMA EGGWANGA: Waliwo Museveni by’abuusizza amaaso ?
zhlédnutí 5KPřed 23 hodinami
Olunaku lw’eggulo twayogeddeko n’abantu abenjawulo ku bintu byebadyagadde omukulembeze w’eggwanga asseeko essira . Kyokka kyeyolese nti omukulembeze wamaliddeko okwogera kwe nga bino bingi tabikonyeeko. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug Follow us on Twitter ntvuganda Like our Facebook page NTVUganda
EBIGAMBO BYA PULEZIDENTI: Waliwo abatakkiriziganya na kya kusonyiwa balyake
zhlédnutí 10KPřed 23 hodinami
Bbibino abamu ku babadde e Kololo mu kwogera kw'omukulembeze w'eggwanga bawakanyia ekyokutira kuliiso abali benguzi. Bnao era baanukudde ne ku bintu ebirala Museveni byayogedde #NTVNews #Akawungeezi For more news visit www.ntv.co.ug Follow us on Twitter ntvuganda Like our Facebook page NTVUganda
ABAWOZI B’ENSIMBI KU MAGOBA AMANGI: Museveni aliko ebiragiro by’awadde ssaabawolereza
zhlédnutí 6KPřed 23 hodinami
President Yoweri Kaguta Museveni, alangidde abawozi b’ensimbi nga bajja amagoba agali waggulu ku banna uganda nti bakupanya, era nga alagidde Ssaabawolereza wa gavumenti okutandika okulaba engeri gye bayinza okuggula ku bantu bano emisango.Museveni bino abyogedde bwabadde ayogerako eri eggwanga olwaleero munkola eyitibwa State of the Nationa Address e Kololo wano mu Kampala. #NTVNews #Akawungee...
OBULI BW’ENGUZI: Museveni : Waliwo obutandikira mu ministule y’ebyensimbi
zhlédnutí 5KPřed 23 hodinami
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ategeezezza nga bwafunye amawulire nga bwewalwo enguzi efubutuka mu ministule y'ebyensimbi n’esibira mu palamenti . Mu kwogerakwe eri eggwanga nga bwekirambikibwa buli mwaka nga bajeti y'eggwanga tenasomebwa , Museveni aweza okufufuganza abo bonna abenyigira mu buli bwneguzi omuli abakozi ba gavumentiu saako ne bannabyabufuzi . Ayambalidde ne banna uganda baga...
OKUZZA OBUGGYA ENDAGA MUNTU: Aba NIRA bongezaayo enteekateeka
zhlédnutí 4,3KPřed 9 hodinami
NIRA nga ky'ekitogole ekivunaanyizibwa ku kuwandiisa bannayuganda kyongezzaayo enteekateza z'okuzza obujja endagamuntu za bannayuganda okutuusa omwezi ogujja.Enteekateka eno yabadde erina kutandika nga 1 June wabula kino tekyabaddewo.Akulira NIRA Rosemary Kisembo omutawaana atubuulidde nti guvudde ku bikosezebwa byebaatumya ebitannaba kutuuka.Gavumenti eyagala kusooka okuzza-obujja endagamuntu ...
OKUJJUKIRA OLUNAKU LW’OBUTONDE: Ssaabaminiista akalaatidde bannansi okusimba emiti
zhlédnutí 439Před 9 hodinami
Ssaabaminisita Robinah Nabbanja akalaatidde bannansi okufuba okuzaawo ebibira n;entobazzi beyonooneddwa nga basimba emiti okwewala ebigwa bitalaze ebisusse nga amataba , okubumbulukuka kw'ettaka ekiviiriddeko abantu okufiirwa obulamu . Bino bibadde mu kujjukira olunaku lw'obutonde bw'nesi obubadde mu disitulikiti ye Sironko . Atongoza n'opkukola oluguudo lwa kilomita 39 oluva e Namagumba okudda...
OKUKUKUSA ABANTU: Waliwo omukazi asindikiddwa e Luzira
zhlédnutí 6KPřed 9 hodinami
OKUKUKUSA ABANTU: Waliwo omukazi asindikiddwa e Luzira
EMIRIMU GY’ABASAWO B’EKINNANSI: Sibasanyufu n’omusolo ogubaggyibwako disitulikiti
zhlédnutí 988Před 9 hodinami
EMIRIMU GY’ABASAWO B’EKINNANSI: Sibasanyufu n’omusolo ogubaggyibwako disitulikiti
OKWEYIMIRIRA OMUNTU MU KKOOTI: Bannamatteeka boogedde by’osaana okwegendereza
zhlédnutí 5KPřed 9 hodinami
OKWEYIMIRIRA OMUNTU MU KKOOTI: Bannamatteeka boogedde by’osaana okwegendereza
ENSONGA EZIRUMA BANNAYUGANDA: Abakugu bazirambise, baagala zikolweko
zhlédnutí 1,1KPřed 9 hodinami
ENSONGA EZIRUMA BANNAYUGANDA: Abakugu bazirambise, baagala zikolweko
‘NAFFE TOTWERABIRA’: ‘Omuntu wa wansi’ aliko by’asabye Pulezidenti
zhlédnutí 1,4KPřed 9 hodinami
‘NAFFE TOTWERABIRA’: ‘Omuntu wa wansi’ aliko by’asabye Pulezidenti
BBASALE EZITALIIYO: Waliwo abakazi abazinzeeko wofiisi
zhlédnutí 7KPřed 9 hodinami
BBASALE EZITALIIYO: Waliwo abakazi abazinzeeko wofiisi
OKWOGERA KWA PULEZIDENTI ENKYA: Waliwo abaagala eby’enguzi aleme kubisaagiramu
zhlédnutí 3,5KPřed 9 hodinami
OKWOGERA KWA PULEZIDENTI ENKYA: Waliwo abaagala eby’enguzi aleme kubisaagiramu
ABEERA ENGUUDO ABABANJA: Minisitule y’ebyensimbi ebagumizza
zhlédnutí 3,5KPřed 9 hodinami
ABEERA ENGUUDO ABABANJA: Minisitule y’ebyensimbi ebagumizza
EMIKONO EGIGOBA BA KAMIISONA: Waliwo ababaka ba NRM abajeemedde ekibiina
zhlédnutí 13KPřed 9 hodinami
EMIKONO EGIGOBA BA KAMIISONA: Waliwo ababaka ba NRM abajeemedde ekibiina
ENGUUDO ZA KAMPALA: Loodi Meeya Lukwago yeetamiddwa abakola akasoobo
zhlédnutí 3KPřed 11 hodinami
ENGUUDO ZA KAMPALA: Loodi Meeya Lukwago yeetamiddwa abakola akasoobo
OKUGGYA OBWESIGE MU BAKAMIISONA: Ababaka ba NRM balagiddwa obutassa mikono ku kiwandiiko
zhlédnutí 13KPřed 11 hodinami
OKUGGYA OBWESIGE MU BAKAMIISONA: Ababaka ba NRM balagiddwa obutassa mikono ku kiwandiiko
EYAKUBWA MU KATAMBI: Poliisi eriko babiri be’kutte mu Kampala
zhlédnutí 10KPřed 11 hodinami
EYAKUBWA MU KATAMBI: Poliisi eriko babiri be’kutte mu Kampala
Eyazaalidde e Namugongo azzeeyo mwenyamivvu olw’obutabatizza mwana we
zhlédnutí 5KPřed 11 hodinami
Eyazaalidde e Namugongo azzeeyo mwenyamivvu olw’obutabatizza mwana we
“MWETEGEKERE EKYEYA”: Ab’enteebereza y’obudde balabudde bannayuganda
zhlédnutí 1,1KPřed 11 hodinami
“MWETEGEKERE EKYEYA”: Ab’enteebereza y’obudde balabudde bannayuganda
EBYALI E MYANMAR: Lubega anyumya ye ne banne bye baayitamu
zhlédnutí 18KPřed 11 hodinami
EBYALI E MYANMAR: Lubega anyumya ye ne banne bye baayitamu

Komentáře

  • @RonaldMuyingon
    @RonaldMuyingon Před 7 hodinami

    What a beast!!!

  • @ausilukyamuzi8707
    @ausilukyamuzi8707 Před 7 hodinami

    Nze ngamba M7 yaba asooka okwetekako empiigu..asoke yekwate yetwale ku police

  • @musasizimoses6283
    @musasizimoses6283 Před 7 hodinami

    Is this where the speaker comes from?

  • @musasizimoses6283
    @musasizimoses6283 Před 7 hodinami

    Is this where the speaker comes from?

  • @musasizimoses6283
    @musasizimoses6283 Před 7 hodinami

    Waiting to see your style of play Wishing you all the best

  • @musasizimoses6283
    @musasizimoses6283 Před 7 hodinami

    Quick recovery

  • @musasizimoses6283
    @musasizimoses6283 Před 7 hodinami

    NRM government being practical On service delivery and corruption That’s day dreaming

  • @musasizimoses6283
    @musasizimoses6283 Před 7 hodinami

    NRM government being practical On service delivery and corruption That’s day dreaming

  • @samsonkisseka2671
    @samsonkisseka2671 Před 8 hodinami

    Ekyo kiba kisirani kyomukubagole. Bagendeko ewa kakande

  • @hellennalukwago551
    @hellennalukwago551 Před 8 hodinami

    Kitalo nyoo banaye Kitalo ddala 😢😢mukama abasonyiwe ebyabasobako era abalamuze kisa 🙏🏻 yallabi ne family zabangeze mukama a zigumye bambi

  • @dennoz2936
    @dennoz2936 Před 8 hodinami

    This gal is so young and beautiful I wish l can look after her and her child

  • @hellennalukwago551
    @hellennalukwago551 Před 9 hodinami

    😢😢😢😢😢😢

  • @ssengendopatrick4717
    @ssengendopatrick4717 Před 9 hodinami

    AAA amanyi ki mu wasting tax payer's money

  • @user-vp7zo6it8v
    @user-vp7zo6it8v Před 9 hodinami

    Ndabye Anita Among nga bamuwaana Yenna naseka mu naye takiteegera nti asemberedde entaana ye, M7 yakitegedde nti mubbi kondo wabaluwa kati agenda mukozesa buli kasasiro mu parliament wakati mukutisibwatisibwa, nti bwotatukolera kino tugenda kusiba ,ate bwanamala okubayisiza byebagala mu parliament ,jukiira M7 taleka bujulizi mabeega aba Alina okumujjawo

  • @truelife525
    @truelife525 Před 9 hodinami

    The point is not to talk about issues but to work on the issues is wat matters,over the years he has been talking about them and no work done,we want actions plzz

  • @Hbr990
    @Hbr990 Před 9 hodinami

    Long-live Our Passports.

  • @Hbr990
    @Hbr990 Před 9 hodinami

    Sorry dear Sister

  • @disankigozi1720
    @disankigozi1720 Před 9 hodinami

    Those are hackneyed statements!!!!! FOR 40 years +!!! UGANDANS WAKE UP

  • @ssemakulaharriet8231
    @ssemakulaharriet8231 Před 10 hodinami

    Mr Bayo there is no case leave the woman alone 😂

  • @masakatalentuganda9040
    @masakatalentuganda9040 Před 10 hodinami

    Honourable Parsis Namuganza webale nnyo mama nywerera ku kigambo kyo.

  • @awsmobile18
    @awsmobile18 Před 10 hodinami

    Yes akolera Bantu

  • @aloutow805
    @aloutow805 Před 10 hodinami

    Contact

  • @AJUNIISAH
    @AJUNIISAH Před 11 hodinami

    OOO sorry 😢😢

  • @Audrey-ww9be
    @Audrey-ww9be Před 11 hodinami

    Komanyoko munyarwanda gwe museveni. No1 thief and corrupt

  • @Audrey-ww9be
    @Audrey-ww9be Před 11 hodinami

    Munyarwanda gwe museveni your not a Ugandan gubi gwe

  • @EddyShastar
    @EddyShastar Před 11 hodinami

    Gvmt emugure emutwarore bakaramoja bafa ejara wabura you ug😢

  • @LutaayaJude-tz4xe
    @LutaayaJude-tz4xe Před 11 hodinami

    Walk aga

  • @user-vz8jm7tp9s
    @user-vz8jm7tp9s Před 11 hodinami

    Am team Jenkins forever ❤

  • @kasozikasimu4890
    @kasozikasimu4890 Před 11 hodinami

    Nyeeee nyini sente kwegamba ngagula enteeeee?

  • @kasozikasimu4890
    @kasozikasimu4890 Před 11 hodinami

    Bebalenyo naye bajjukire nti ssekiliba kyataka mpawo atalikyambala njawulo nti bamusoseyo naye sawa yonna ajjagenda kubanga ajjakutta abatatika ajjakiwulila

  • @namakularesty7429
    @namakularesty7429 Před 11 hodinami

    Yarabi 😴😴😪😪 It's horrible 😢😢😢😢

  • @nasimkarim8919
    @nasimkarim8919 Před 11 hodinami

    May God bless both you and your baby ❤

  • @kasozikasimu4890
    @kasozikasimu4890 Před 11 hodinami

    Ekyo kikolimo obuzibu bulibumu nti omuntu kasitta atuka police obeera awonye kyoka omutemu yetagisa okutibwa nga basokedde kukagere kuntumbwe mukisambi mukiffuba pakka mubulaggo nawulila nga bannebe bwebanyumirwa batta oba mwalimulabye envubu omuntu gwese simanyi?😔😔😔😔😔

  • @kasozikasimu4890
    @kasozikasimu4890 Před 12 hodinami

    Omuntu Oyo Alina low naye tulabye banange kubanga nze ako ka video nakalaba emyezzi ejjoyiseko emabega ku Whatsapp group emu naye mukama atusasire 😔😔😔😔😭😭😭

  • @bakampsdenisamooti8659
    @bakampsdenisamooti8659 Před 12 hodinami

    Even women are silent monster 😭

  • @bakampsdenisamooti8659
    @bakampsdenisamooti8659 Před 12 hodinami

    Good 🎉🎉

  • @muzzamirlukabwe989
    @muzzamirlukabwe989 Před 12 hodinami

    FDC and othr parties are allowed for processions bt not NUP...?

  • @babi809
    @babi809 Před 12 hodinami

    😢😢😢😢

  • @babi809
    @babi809 Před 12 hodinami

    Abantu bekyawa kati bakola butujju😢 kyoka tebagala balabilila

  • @SarahNuhu-vy1xu
    @SarahNuhu-vy1xu Před 12 hodinami

    Kibinya bambi

  • @championbobcat
    @championbobcat Před 12 hodinami

    U can't mention any problem When u are the problem 🤪

  • @RR-nc4gd
    @RR-nc4gd Před 13 hodinami

    If someone doesn't deliver something in say; 9 years and you think the same person can deliver in a year, then siyabaako ekikyaamu. Gwe akyamulinamu essuubi gwe abaako ekikyaamu kumutwe!

  • @RR-nc4gd
    @RR-nc4gd Před 14 hodinami

    Time wasting

  • @RR-nc4gd
    @RR-nc4gd Před 14 hodinami

    Still nothing tangible will be done. They are not wiling to fight public funds' thieves

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu Před 14 hodinami

    Teri kipya olwo lwafuka luyimba

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu Před 14 hodinami

    System volongoto,bakusa mbuto zabwe kugeja

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu Před 14 hodinami

    Ekyo tekyetaga kubuza,mubekutuleko kuba gali gabbi gafere

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu Před 14 hodinami

    Guno olabira dala nga gubbi gufere ogwo gusentebe gwamwe,mukomyewo mutabazi mukulonda okuja,bwegwenyola mukatebe nokutika ebinyo😮

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu Před 14 hodinami

    Kitalo😢

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu Před 15 hodinami

    Akwatibwe awanikibwe ku kalabba nga avunanwa gwakwagala kut muntu,mwakoze bubi nga mumukute namwe mubade mumusanjagirawo ebiso nga mwskamulwata,