EBIKUJJUKO BY’ABAJULIZI: Ababadde balaalidde e Namugongo boogedde ensonga

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 3. 06. 2024
  • Abalamazi abazze okwetaba mu bikujjuko by’okukuza olunaku lw’abajjulizi basiibye banoonya ntambula okudda mu bifo gye baava.Bangi ku banno nga tubasaanze ku kiggwa ky’abajjulizi e Namugongo basinze kweyambisa bbaasi wamu n’e takisi okwolekera gye baava nga nabamu beesanze nga balina kuyambibwaako bagaanda zaabwe abawangalira wano mu Kampala okubajja e Namugongo. Eri abo abeesanze nga tebalina busobozi kudda gye baava, klezia ne Kkanisa bitaddewo enteekateeka ey’enjawulo okubakwasizaako ku by’entambula.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Komentáře • 8