Aba NUP abali mu makomera:Balaam agamba pulezidenti asalawo ku mmande

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 9. 09. 2024
  • Minisita omubeezi ow’ensonga z’abavubuka n’abaana Balaam Barugahara, agamba nti presidenti Museveni agenda yeekuba mu mutima ku nsonga y’okusonyiwa abavubuka ab’ekibiina ki NUP abaakwatibwa nga kati bali mu makomera ag'enjawulo ku misango egyekuusa ku by’obufuzi.Ono agamba nti ku lunaku lwa mande presidenti agenda kulungamya w'atuuse ku ky’okuwa ekisonyiwo abavubuka bano basobole okuteebwa. Mande eno lw'e lunaku lw'abavubuka olw'ensi yonna.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Komentáře • 25