BABBYE EBISIGALIRA BY’ABAFU : E Kakiri ebyabantu abasukka 16 bitwaliddwa

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 29. 12. 2022
  • Abatuuze ku kyalo Namagera mu muluka gw'e Magogo mu ggombolola y'e Kakiri mu district y'e Wakiso bali mu kutya olw'omuze gw'okubba ebisigalira by'abafu mu ntaana mwe baaziikibwa ogweyongera mu kitundu buli lukya.Mu bbanga lya mwezi gumu ebisigalira bya bantu 16 bye byakabbibwa mu kitundu kino.Poliisi eri mu kunoonyereza naye egamba terina kye yaazudde ku bakola ekikolwa kino. #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Komentáře • 34

  • @sakumunalakamanqanqax
    @sakumunalakamanqanqax Před rokem +2

    Bana Uganda tulabye. Mu bulamu batuyiganya ne zi drone ate mu kufa balogo nabo batuli bubi kukungula magumba gaffe. Omuntu anawumulirako wa banange?

  • @marghrit7393
    @marghrit7393 Před rokem

    naye banange uganda tulagawa 😭😭🙏

  • @allmuda9775
    @allmuda9775 Před rokem +3

    If we were burying in limboz bino tebya ndibaddewo

  • @katovicent9496
    @katovicent9496 Před rokem

    Mbu nga entaana njerere nga eya yezu🙆🏽‍♂️🙆🏽‍♂️🙆🏽‍♂️🙆🏽‍♂️

  • @rayanrayan291
    @rayanrayan291 Před rokem +2

    Oh 😳 bannange nange nja kufa nsigale magumba🤭🤭🤭🤭🤭kati mbonabooneraki e buwalabbu ya rrabbi?????
    Oboonebone ngoli mulamu namagumba go gaboonebone nga wafa!!!!!
    Really????!!!!!

    • @winnienash8690
      @winnienash8690 Před rokem

      Mukwano abana bafe tuyina kubategekelenkya😴😴😴tomanya ofuude dii🤕🤕

  • @peaceglory7942
    @peaceglory7942 Před rokem +2

    They want to take that land 😭🙏🏾

  • @bunjo8734
    @bunjo8734 Před rokem

    😭😭😭😭

  • @aziimaadyerii8307
    @aziimaadyerii8307 Před rokem

    God

  • @gloriusauganda6320
    @gloriusauganda6320 Před rokem

    Naye banange ensi elikuki? 🤔 awo Uganda wetutuse? 🤔

  • @pearlakiikiakiiki693
    @pearlakiikiakiiki693 Před rokem

    May their souls RIP 🙏

  • @nalubwamateddy7892
    @nalubwamateddy7892 Před rokem

    Banange 🤔

  • @nalubwamateddy7892
    @nalubwamateddy7892 Před rokem

    Kati bagenda kukola batya okunonya abantu abo

  • @shamiezekiel4864
    @shamiezekiel4864 Před rokem

    Accident

  • @alazaalaza7
    @alazaalaza7 Před rokem

    Mbubebatyala babamala Uganda olemwa banange

  • @ismahpro7481
    @ismahpro7481 Před rokem

    Naye Uganda dala kiki🙄🙄

  • @yarajulie9499
    @yarajulie9499 Před rokem

    🤣🤣🤣mbu nga ya yesu

  • @mugerwamarvin2605
    @mugerwamarvin2605 Před rokem

    Mwalonda bubiiiiì

  • @kristinaojambo3611
    @kristinaojambo3611 Před rokem

    Oyo kayihura

  • @dorothydorah5111
    @dorothydorah5111 Před rokem

    Naye mukama tulagawa

  • @UGANDAYOGELANANGE
    @UGANDAYOGELANANGE Před rokem

    Abo basezi

  • @nalulerashidah1248
    @nalulerashidah1248 Před rokem

    Mulime ku Bija!

  • @malusifatima2941
    @malusifatima2941 Před rokem

    Yi musoke munnonyerezzako mukyifo kyobukuumii

  • @briankabega5151
    @briankabega5151 Před rokem

    That is our home place, who is stealing our relatives?

  • @sulaimankikulwe6740
    @sulaimankikulwe6740 Před rokem

    Obwo bweebusiru obutulemesezza okukulaakulana. Europe had to burn all their witches to develop. We're paying them to destroy us instead. God is watching.

  • @lifeandbeyond7279
    @lifeandbeyond7279 Před rokem

    Ugandans are not critical at all, mama Fina lost her husband she couldn’t use that tree she claims and telling others to use…why should it work for others but not work for her to get the people that killed her husband…

  • @chrischris5058
    @chrischris5058 Před rokem

    These bones are used to make hard drug better than marijuana

  • @lifeandbeyond7279
    @lifeandbeyond7279 Před rokem

    Ugandans are not critical at all, mama Fina lost her husband she couldn’t use that tree she claims and telling others to use…why should it work for others but not work for her to get the people that killed her husband…