Omukazi awadde abaanabe obutwa

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 14. 12. 2011
  • www.ntvuganda.co.ug/
    Ensasagge egudde ku kyalo Kitebi mu disitulikiti y'e Wakiso, omukazi bweyeewadde obutwa n'abaanabe basatu. Babiri ku baana bano bafudde sso nga yye omwana omulala ne nnyabwe bali mu ddwaliro bataawa. Ekiviiriddeko omukazi ono atemera mu gy'obukulu 35 okukola kino tekinnakakasibwa, wadde nga baliraanwabe bagamba nti kivudde ku butakkanya wakati we ne ttaata w'abaana be.

Komentáře • 10