Kyagulanyi akwatiddwa n’abalala okuva mu Kampala

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 9. 09. 2024
  • Poliisi Mu Kampala ekutte akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi n’ababaka ba palamenti n’abamu ku babaka ba palamenti abalonde okuva mu kibiina kino.
    Kyagulanyi okukwatibwa asoose kuyita mu Kampala ku bigere nga awakanya ekya gavumenti okuwamba, okutulungunya n’okubuzaawo abawagizi be.
    Bano babatuusirizza ku poliisi y'e CPS mu Kampala tabula oluvannyuma kitegeerekeses nti Kyagulanyi atwaliddwa mu ma makaage e Magere.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Komentáře • 89