Ekibumbe kya Ssekabaka Muteesa: Buganda egamba bakkaanyizza ne KCCA okukisengula
Vložit
- čas přidán 8. 07. 2024
- Obwakabaka bwa Buganda bwagala KCCA ereme kuva ku ndagaano eyatuukibwako ku by’okusimbuliza ekibumbe kya Ssekabaka Sir Edward Muteesa II ekyali kyateekebwa ku nkulungo y’oluguudo lwa Speke road mu Kampala.Okusinziira ku Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher Bwanika ekibumbe kino kyaweebwayo ab’enju ya Sir Gordon Wavamuno ababaatuukiridde nga baagala kireme kukyusibwa mu ndabika yaakyo KCCA bwenaaba ekizza mu kifo kirala.Kitegeerekese nti KCCA ekibumbe kino egenda kukizza mu kibangirizi ekiri ku luguudo lwa Nile avenue ne Maknon Road okuliraana woteeri ya Serena kisoboze omulimu gw’okugaziya enkulungo ya Speake Road.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Mayiga alabika yeyalagide bakijewo batekewo ekyamuseven😊
Abanyarwanda kyemusasudde buganda amakungula mugalinde bisiraani mmwe
😢😢
Lwaki bakijjewo nga tebamaze kwogera mu press conference?? Kiki mumaze kuraba nga bana mawulire bavuddeyo ne mwefuula abafaayo
NAYE kati ngammwe ba minisita ba BUGANDA muyambye ki nga ebyennonno bisengulwa
Aaaah abo bada mu sente😢😂😂
Naye banaye tuvuga livansi oba tugenda maso egwanga lyafe odobonkana engeli ngeno...... 😢😢mukama tusasile kuba sibyangu
😒😒😭😭😭🥱 mwana gwe
Banyarwanda wait ur tym coming 😏😏😏😏😏😏😏
Wabula omumtu yajjirwa
Kyosiga kyokungula banyarwanda mwe buganda mbakakasa mugenda kujireka nga bwemmwagisanga batemu mmwe
Osikina, kati abanyarwanda bagyira wa wano?
@@dutchymaze6315 . Gwe mugwagwa gwe walibade osirika, oyasama kubanga olowooza abaganda basiru! Mutemula abantu mubase okubamalawo kyoka babaniriza nga mukomba eminnyira. WABULA GAYULA MPOLA EBIMMWA
Bagala kutekawo kya museveni
Wabula maama obukyayi nga bunji hoooo
it's just low brain level disturbing some people in our country
Bagaaka kusaawo kibuumbe kya museven mwogeele nga amaziima abantu mwe
buganda ekyayina obwa kabaka?
Eyiina nyoko