Video není dostupné.
Omlouváme se.
OMULANGIRANAKIBINGE: KABAKA NE BW’ANADDA, BUGANDA TEJJA KUTEREERA
Vložit
- čas přidán 5. 07. 2024
- Mu katuuso kano n'omulangira Nakibinge, ayongera okubaako b'attaanya ku bitawanya obwakabaka bwa Buganda ne kiki ekiteekeddwa okukolebwa okutereeza ebyasoba.
#solomonkaweesa #youtube #love
Haha program egwa nosigala nga otangaliridde ffe twaffada Tuli mirambo gitambula nebasiba abantu, nebatta abantu ,nebasengula abantu nebatunyigiriza webatwo nga gwetuyita kabaka asirise nze obusungu nabulina kumwena abalangira okusirika wemutyo naye webale gwe kufaayo🙏🙏🙏
Gwe muyita obuyisi so si yeye?
Mwami kaweesa webare kutuwereza sebo
Spirituality is the key. Respect and Great appreciation ❤❤
Nnakibinge Oyo mukiririzamu wadde nakatandika omutegeera wano.
Ndi Mussese (Bukasa)era byayogerako mbimanyi, byona Ndekano nasomerayo kko.
Naye siwulira bwayogera ku Jjajja Wange Lukumbi Lutono Lubala (Lubala Nkose)
omulangira k.Nakibinge needs to be paid every month for the good job he's doing for the entire world regardless of the country or tribe..blessings I would like to meet him one day..but it would be the best day of my entire life..am not rich I promise to give him the little I can🙏🙏
Bweeza nyo Bweeza dala omulangila Nakibiinge nkuyigideko ebiintu binji webale kwagala nsiiyo ba jajja bakwongele obulamu nobuwangaazi
Olimufunyoo ku kyekoma Naffe batugananga okungeda kuluzzi ekyiro
Ne mu ttuntu nga batugamba waberaayo omusambwa
wawewoo bweza bweza salongo 🎉🎉🎉🎉❤❤❤❤
Bweeza nnyo ddala tusiima nnyo ddala okutujjukanya, era mweebale nnyo okutuwereza Mulangira Nakibinge
True mulangira
Mulangila yayogera neku COVID 19 oba 2017 simusisi yeka era nze sibusabusa bigambobye asomesa ffe abagala okuyiga ne tuyiga abatayagala ne bavoola. " Naye abavoola mulangila temumutegera.
Ekyewunyiisa abavoola bakomawo nebalaba ne programme endala. Kale nga mulangira bwagamba bulijjo tebatwanuza mwanyi zaffee
Mulangila nze nkwebaza bwebaza sebo webare okutusomesa sebo tusiima taata
Nze kati ngumira ku mulangira mbadde ntya naye kati ndi mugumu😊
I love this, omusajja atekwa okuba ngaaliko empewo za Buganda. He needs to show Fumu Lyamunsonda the right way to the throne, something needs to happen for our country to have peace. Yebale nyo omukulu oyo.
Mulangila am on your side people are suffering too much in Buganda
M7 yabikola Divine and rule
I JUST LOVE THIS MULANGILA,AND HIS WORDS OF WISDOM.HE UNDERSTANDS THE SPIRITUAL POWER OF BUGANDA.
Nze ntesa NALONGO atuyambe ayite mu basanyawo ebifu nyo Buwangwa Byona. Awo abatuletalo efujjo bana tegela.
Ebiluma buganda bili mu bwa mwooyo naye abaganda ne bana uganda tebakimanyi
Banange Kaweesa, mwebaale nyoo nyoo okuweereza. Omulangira Nakibinge kulamusiza nyoo nyoo ddala
Kaweesa no omulangira nakibinge mwebale kutuwereza
Omulangira Nakibinge nkutumideko nze mugandawo kaka nonyako
Nobwa kasujja obutufu buli mulujja lwaffe aliko simutufu
Ewaffe waaliyo oluzzi Nabakazi, baali batugaana okugendayo ku saawa mukaaga ezomutuntu. Lumu nagendayo, nasanga omusota ogwskula, nga obunene gwenkana olukoma. Omubiri gwenge gwesisiwala nemala week namba nga njiye olutiko nzenna
Mulangira yemuntu ayimirira kukigamba kye mwe mudigane videos ze tewali kyeyali akyusizamu mu byayogera nga abalala webabikyusakyusa Ono omwami muyivu ate mugunjufu ate tayogera gwe byoyagala kuwulira neda wabula ayogera amazima genyini gebatukweka ebanga wama webale Taata tusiima🎉🎉🎉🎉watuzibula amaaso🎉
Abange teri kibawo nga mukama katonda owekiitibwa ALLAH tayagade mazima ddala obuyinza kunsi nemuggulu buli eri ALLAH owekiitibwa
Allah Sitane
Read 81.25Qr. and see how he was defending himself
Nsaba owekiitibwa ALLAH akusasire Bambi
Mwebare kutubwereza may God bless you
Kaweesa n'omulangira Nakibinge mwebale kutuwereeza .ebika bya Buganda ndowooza ebika buri 56.tewerabira waliwo ebika ebyawangulan emisango nebiva mwebyo ebyali bimanyiddwa.okugeza ekika kyange eky'eNkusu mbaziira yali yakiwamba era twamala kugenda mu kooti .omulangira Nakibinge mwesiga nnyo era aja kwongera okututangàaza Bambi ku nsonga eyo naddala ekika ky'eNkusu
Asalam aleikum walahumaturah wabalakatuh
Solomon YES ATUYUGUMIZEKO AWO NANGE NTEGEDDEWO AGENDDE KATI, KATI, KATI.
Olwekaluwanga twakomanga kawungezi ate mutuntu nga tetulinyaayo.kuba walingayo mbubomusota
😂😂Naye Mr Kaweesa ayiina engeri jabuuza
Oluzi lwe kayira nga togendayo ku sawa mukaga eze misana wamu ne eze ekiro
Mulangila byona byoyogera bituufu emirundi 100,
Yongera okusomesa
Naye Mulangira lero nyongedde okwagala kuba mukama wange bwonna enambiso zezimu.
Gwanga mujje yesolution ba dia
Solomon Kawesa, Makabuggo , mu nnonyi omulete oba alina omu lamwa.
Omulangira Nnakibingi oyogedde! E Luwafu twaalina oluzzi nga baluyita Nnakinyuguzi. Abantu nga tebasenaayo mazzi wakati w'essaawa musanvu n'omwenda. Abagezaako baatungamba nga basaangangawo omusota omunene ennyo!! Ekyewuunyisa kiri nti, waaliwo akabira nga mulimu enku enkalu, kyokka nga teri asobola kukyaaba nku ezo.
Wenjogelera bino, nga Oluzzi Nnakinyuguzi teluriiwo!!
Webale kutwagala owekitibwa nafe tukufirako ssebo webale kulwana ,kutabaala ssebo tonda tumusaba akutuwangaalize ❤
Kale sibyangu Mukama yekka
Obwa Kabaka bwagwawo dda tewakyali!!!
Mulangira Nakibinge webale nnyo muganda wange
Webale
Kaweesa webale nnyo ssebo tuwereza n'okuletanga Omulangira oyo.
Njagala nnyo okwogerako naye annambulule ensonga.
Mukulu kaweesi tolwaawo nnyo kuza Mulangila kubanga nze mbeela mulindilide buli Kade .. alina ekitone kyamagezi n’okumannya..
Bwoli musindika entebbe awo ndikujirako enkofiira.
MULANGILA ntesa NALONGO bwabela nga yetaga kijulo tukikole
Abantu tebawulura babaguza 25 /50 5m nabonebama olemwa nabuli agura etaka lyakabaka wakukaaba
this guy he knows buwangwa too much nze mpulira kitufu thanks
Naye njagala kulaba musajja oyo face to face
Tetwakimanga mazzi mutuntu kituufu.
Nange ekyo nkimanyi batugana nga mbu emisambwa jiba jiwumudde
Mwebale kuwereza
Mulangira mazimaddala kwabangako nkoma
12 ngaminji mulangira, banange naye katugume
Nkugambye ayina byabuuza nolabiladala kasuku nga atusesa
Okimanyi Katongole mbade samulaba🤔🤔 naye mulangila talina simu yade t v naye sebo ebintu obilaba atenga bwebili🤔
Sanx for yo show
Salongo oli mutuufu ddala ddala nywereza ddala
Omulangira somesa tusima nyo nyo
Ebyadala omulangira ategeera ensonga
Wabuula muli bafeere..😅😅😅😂😂 mbu musisi nayogera
Naye kaweesa mbu nga wantondo 😅😅
At 27:30 "Kabaka wammwe olulimi lwaloteramu si Luganda..."
Mukulu Kawaesa, Gyesaleko Sebbo. Nsaba Kusisinka omulangira Nakibinge
Abasoma tebategela nsinga zino,balaba nga abelogoza
ENVUBU kabilo kaffe Abe NJOVU
Twetaga nyo emisomo gino
Ntwagade nyoo musaja mukulu ovamu asima merere sebbo
Kabisa
Nidi musamya naye webale okutubulira ebyo buwangwa
Nkulamusiza kawsa tukwatileko nekulubililwa nazibanja eseguku lugwawo ngobwakabaka bulaba Kabaka Alidako balimutwalawa okufuka Kabaka tuyambeko nomulangila mugambemo
Twaala eri eno e Dubai buli Winter amataba gabeeyo kasita enkuba etonnya
I didn't know this man talks like this....mbu teri Yesu? Katonda akubeere.
Tannakiwakanyaako. Akusomesa-busomesa nti YESU ye Mulangira Ssooka wano mu Buganda.
Bbaka Walusimbi yamutunda dda😢
Okulangira samutegera okusooka Naye kati ntegedde kyagamba
Naye omulimo Buganda gweyolekede kugogola kakyikya
Abalangila mwenyango
Team mulangira ❤❤❤❤
Lwaki omulangila oyo agamba kabaka wamwe ye siwuwe lwaki yeyita mulangila ngagamba kabaka kabaka wamwe ekitegeza yesi kabaka we
Kaweesa osudia mulangira,kyakabi
Nze mpulira njagala tusitukile wamu ffenna abassajja abo batuli bubi.
Ssalongo ne mr kawesi mwebalenyo bantu baffe,Waliwo omukisa omuntu ogwogerako ne maama Nalongo?Nasanyuka nga
Museveni ssi ye Katongole
Omutaka Katongole gy'ali ensi mugiwabizza ekimala bakulu
Kyanaku nti tukuze tetulina kyetumannyi😢yadde🤔
Negwanyiza okasisinkana omulangira Nakibinge
Live from iganga
Gwe kisajja gwe wagwa eddalu kumanyoko
Mulangira mdagirira kudagara lyomukisa nokunaza kubanga bange naye tubonabona
Ssebo omulangira ndi wa nvubu naye nsaba ku no ya nalongo wo.
Ekituufu Ronald muwenda mutebi ebyenono zaffe tabitegera kyovolaba ayononye nnyo obwakabaka nobuwangwa bwaffe!!! Olaba muwalawe afumbirwa Gareth onyango 🤔 munamawanga 🤔
You will create more conflict
We need to know all information bcz we are now following closely
Countrys grow with conflict
Gwe silika lwa nsonga okumanyakwo kwamungubba
@@QueenofKyagwe3257 ..kip following up dea
😂😂
🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🕊️🕊️🕊️🕊️🕯️🕯️🕯️🕯️
Kakati ono atugamba nti, " nga ffee abaganda,"
Kitufu tetwagendanga Kuluzi sawa so mutuntu tujjakusangayo emisambwa gyayo
Ensowole zitunze ettaka
Kitufu mutuntu twasangayo emisota. Oba batugamba nti ekilo, oba mutuntu ojjasangayo omusambwa
Naye mutebi yavawa?
Kyova olaba I never defend muwenda nomulundi nogumu, laba bwakuba nengala nga amaze okuyingiza omugwira mukisenge kyawaka. You deserve what you are going through
atte kati abantu balabye ekubbo mwe church zamwe mwemumanyi abaana kati kunono
Murangiraki ayogera ebyanjwanjwa gasiya twakowa
Mwebale kusomesa. Ekitegeza, nti Endagano zona HRH Ronald Mutebi zeyatekako Omukono, zona Nfu kuba Obwa Kabaka tebuliwo!!??Kale nsaga Omuntu kutaka lye Kiika kya nge, munampulira.
Twesiimye okuwuliza mulangira kabakitegere nti ensi eyaffe efugibwa myoyo basomese abaana obuvunanyizibwa bwabwe tosobole okufuna ensi yaffe....naye ffe abamu betuzadde twagala badire dala ku ntembe za bajjaja bwe basobole okufuna obuvumu nga tebalimbi bwa