OMULANGIRA NAKIBINGE : NAMANYA EKIRUMA KABAKA NAYE TEBAAMPULIRIZA, OBUZIBU BUVA KU KATIKKIRO

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 14. 06. 2024
  • This is part 2 of our conversation with Omulangira Nakibinge talking about how Buganda ended up in the mess it is in now. He advices on how Baganda can rescue themselves.
    #solomonkaweesa #youtube #l4t #matayo #buganda #kabakamutebi #kabaka

Komentáře • 231

  • @user-rr3py6pm8d
    @user-rr3py6pm8d Před 14 dny +11

    Respect to that Man mulangira big up ❤❤

  • @dornamatovu588
    @dornamatovu588 Před 13 dny +4

    Wewaawo webale kwogera mazima 👑Nakibinge
    Ekiseera kiwanvu nyo oze otubulira ebintu bino
    Naye okumanya no kutegeera sikwabulyoomu
    Era nga ne mu bayibuli
    Mulimu olunyiriri
    Nti:
    Bilina amaaso naye tebilaba
    Bilina amatu naye tebiwulira
    Bilina enyindo naye tebiwunyiriza
    Naye ffe abalina omukisa tufunye okumanya nokutegeera
    Njakugenda mumaaso okola kyetulina okola okutereeza ensi yaffe

  • @nyakaturaphiloannette1016
    @nyakaturaphiloannette1016 Před 14 dny +15

    Mwanyinaze mulangira Nakibinge omanyi nti omuntu ayogera amazima tebamukiririzamu watching from Denmark

    • @ObjectTurmoil
      @ObjectTurmoil Před 11 dny

      Abamu kuffe tukkiriza kuba tukooye okututundanga

    • @ObjectTurmoil
      @ObjectTurmoil Před 11 dny

      Mutebi yegatta nabanyarwanda nebatulyaamu olukwe, kati bamwefulidde, atusubira okumutaasa......

    • @keithjackson2277
      @keithjackson2277 Před dnem

      ​@@ObjectTurmoilMutebi mufere

  • @sanruth6317
    @sanruth6317 Před 12 dny +2

    Mulangila Nakibinge thanks a lot ,webale kunyonyola Buganda, tukwebaza mulangila Nakibinge we love U so much.

  • @user-bv9vm9ig5w
    @user-bv9vm9ig5w Před 14 dny +7

    Bulijjo ono gwenoonya 😂😂😂😂 mutebi nedda yatulyamuddaaaa byayogera byona bituufu

  • @anotherambrose7363
    @anotherambrose7363 Před 12 dny +4

    This man is informed but Baganda are confused these days. They will not listen to him.

  • @NANSUBUGAFAITH-vl6vt
    @NANSUBUGAFAITH-vl6vt Před 9 dny +2

    Omulangira Nakibinge webale nnyo kutanya nsonga naye nsaba tutereze ennono ngabwemuvuddeyo okuteereza obuwangwa Omuterega aterere ku Namulondo.

  • @mwiartisanwoods5609
    @mwiartisanwoods5609 Před 12 dny +2

    Mulangila njagala tusisinkane. Nze mulangila muno..ojakuntegera nga tusisinkanye

  • @moseskable3806
    @moseskable3806 Před 14 dny +4

    Thank you so much big bro for hosting Kojja. God Bless you Kojja and Mr. Solomon

  • @sarahnamukasa8328
    @sarahnamukasa8328 Před 14 dny +3

    Omulangira thanks so much but too much ignorance with our people its the biggest problem now.

  • @jameswambede4524
    @jameswambede4524 Před 12 dny +3

    Okusinzila ku byempulide Kabaka Mutebi nabalala bona abali e Mengo tebali kumusingi gwe' nono.

  • @shakirahnabachwa6625
    @shakirahnabachwa6625 Před 14 dny +12

    Nze mulangira sikuvaako wama gwe ayogera amazima

  • @flon1739
    @flon1739 Před 13 dny +2

    I believe you. It is time to put things right- buli kimu munsi, kiri ku surgical table. Buli omu ajja kukiwulira.😮

  • @keeyaronnie9540
    @keeyaronnie9540 Před 14 dny +9

    Oli mutuufu nyo munsonga z'olambise omulangira. Binno atabimanyi nkusaba biveemu tokomentionga😢😢😢😢

  • @nandawulavictoria5580
    @nandawulavictoria5580 Před 14 dny +2

    Mulangira webale kutanya nsonga muganda wange ❤❤❤❤

  • @muzzukuluwaggunju
    @muzzukuluwaggunju Před 10 dny +1

    Ebintu bino Omulangira byalambulula ababimanyi batono ddala... zino ze Nnono za Buganda! Bangi tetubimanyiddeeko ddala wadde😢😢

  • @kamulipatrick4411
    @kamulipatrick4411 Před 14 dny +10

    Mubutufu nange bwenfumitirizamu banange Teri munyarwanda asobola kunyonyola nsonga za Buganda bwatyo nedda

  • @user-rr3py6pm8d
    @user-rr3py6pm8d Před 14 dny +2

    I love this Man ❤️💐🌺 my names are Judith kaki jst tell him that he will know 🌼🌼

  • @ronaldmwebe1200
    @ronaldmwebe1200 Před 2 dny

    Mayiga grabbed all roles even yagoba Jaja wa Buganda Eng NAKILEMBEKA Waliggo Jaja Wabugganda he travels like
    War lord with he serves Kabaka's Subject Katikiro Mulika was solid on Buganda Affairs central goverment is behind all darkness for Buganda!

  • @Ndikulwange
    @Ndikulwange Před 13 dny

    Many thanks for the program mukulu Kawesa, webale kuweereza. Omulangira Nakibinge, it's always a pleasure to hear your wise counsel and looking forward to meet you some wonderful day.

  • @Betty-oe9uh
    @Betty-oe9uh Před 9 dny +1

    This guy just spoke my mind let bajjaja intervain

  • @user-bv9vm9ig5w
    @user-bv9vm9ig5w Před 14 dny +6

    Kale singa ono gwebattikira Ddamula obuganda bwalirwanyeko kubaye alinamu ku ddobozi kabaka asirikanyo

  • @mukiibichristopher2836
    @mukiibichristopher2836 Před 9 dny +2

    Wabula omulagira webale nyoo ela nkusaba kutuyamba kutusomesa munage

  • @paulapostle1614
    @paulapostle1614 Před 14 dny +2

    I respect the heart of forgiveness

  • @ReginaNantumwa
    @ReginaNantumwa Před 14 dny +5

    Webale nyo Sebo waffe omulangila Nakibinge

  • @RoseMary-x5d
    @RoseMary-x5d Před 4 dny

    Yes byoyogera bitufu nayekati tusaba oremekufuka ssegwanga.

  • @DumbaKayima
    @DumbaKayima Před 9 dny +1

    Masaaba mwamuvunana kwokya katale nga yakava ebweluwa UGANDA twagaala ssabasajja kabaka wabuganda Aliwa museveni muhoozi mayega mwebakiilimululu muli mukuvabira

  • @IsaLuigaleBakibinga
    @IsaLuigaleBakibinga Před 11 dny

    Mulangira !!! Kituufu Nyooo, Nina Muwala wange Jjaja we Yeya mwelondera Okumusikira nga wayiisewo Emyaka 10 . Era bwewabaawo Byayagala Abiyisa Kuye . Nabitugamba !!

  • @ahmmadmutebi9424
    @ahmmadmutebi9424 Před 14 dny

    Tusimanyo okutuwereza thanks for the show

  • @bwetejoseph9206
    @bwetejoseph9206 Před dnem

    By the way I believe him coz we've lost all our heritage under his watch, certainly Mayiga is protected by the central government. Fumu Lyamunsonda should be the right King at the moment, you need to host him one day olabe.

  • @faithful4475
    @faithful4475 Před 14 dny

    I love this prince ❤

  • @sseguyawilly3772
    @sseguyawilly3772 Před 13 dny +1

    Tuyambe bambi obuganda bwajura obutamanya

  • @shakirahnabachwa6625
    @shakirahnabachwa6625 Před 14 dny +3

    Mulangira webale kusomesa gwanga owekitibwa

  • @dr.watuwawilliams1639
    @dr.watuwawilliams1639 Před 14 dny

    Very informative.Mutebi has been misled.Problems have been brought by misunderstandings and misguidance.

  • @chrisjapan636
    @chrisjapan636 Před 14 dny +1

    Omulagela Nakibege tweyazizza nyo Nnaye muwandeke ebitabo beyabe abazuukulu

  • @kaluredigital8806
    @kaluredigital8806 Před 7 dny

    Naloose nga kabaka afudde

  • @JULIAREINZ
    @JULIAREINZ Před 12 dny +2

    Ate lumbuye yatugamba nti kabaka bajja kuloda mulonde ate noyo ayogedde nti wooba omulangira osoboola okulondebwa nga kabaka

  • @salongokimera7975
    @salongokimera7975 Před 13 dny

    Yes byona wabyogera mulangira

  • @soomiasoon2559
    @soomiasoon2559 Před 14 dny +4

    Lumbuye ayitiwa nga bamutayiza

    • @teddienalongo1593
      @teddienalongo1593 Před 14 dny +1

      Naye mwe oluganda mulutegela mutya abeera tategeza lumbuye abeera ategela abo bonna abasola okulwanilila obuganda bajje tukume.ebyotyo

  • @mulemesteven1734
    @mulemesteven1734 Před 13 dny

    Wow!😮

  • @NabachwaMaureen
    @NabachwaMaureen Před 2 dny

    Thank you. But things went wrong from the bigning

  • @NtambiMusa-nh7ph
    @NtambiMusa-nh7ph Před 11 dny

    Good services

  • @user-vs7kk2bk9g
    @user-vs7kk2bk9g Před 10 dny

    Munnono ya Buganda, ab'Ekika ky'Emamba beyita Balangira n'olwekyo nono Nakibinge mutabaani wa w'Omugenzi Kaaya e Bunamwaya eyagula e Kisu kya Nambi Bakazirwendo Ssemandwa mubukyamu, yandibadde ataasa Buganda najja mama we mu mbuga ya Nambi, Buganda esobole okuterera kuba Nambi y'ensibuko y'amagezi Abaganda ge betaga okutereza Buganda n'Ensi eno!

  • @mibservicesltd
    @mibservicesltd Před 13 dny +1

    Mpomelwa, nga bwe njokya Lumonde wange.Abayina amaatu *****

  • @nicholaslubega6267
    @nicholaslubega6267 Před 13 dny

    Solomon omukulu oyo mutufu nyoo100% mukomyewo byona bitufu

  • @carolinenaamala9402
    @carolinenaamala9402 Před 14 dny +1

    Bweeza nnyo ddala Mulangira Nakibinge, weebale nnyo okutuwereza

  • @Jailah256
    @Jailah256 Před 14 dny +2

    Webale nyo omulangira nakibinge okututangazamu kuzino ensonga nze kati awo nkutegede bulunji nyoo

  • @benardcarson4689
    @benardcarson4689 Před 14 dny

    Twembalize nyo omulangila. Lwodamu okuwayaamunaye musambe otumalileyo olugelo lwo’musango gwa’basibbe Nambugwaamu beyali atwaala eli Kabaka omwana eyali alunda embuzzi alyoke amusoye embibuzzo kumbasimbe bano.
    Mwembale nyo mwembalile ddala.

  • @SseguyaMazima
    @SseguyaMazima Před 14 dny

    kabaka Kateregga yalya obuganda, naye nga teyali mwana wa kabaka eyali yaakavaako!

  • @LutaayaMorgan
    @LutaayaMorgan Před 14 dny +1

    Burimuntu adeyo atereze obuvobwe twezure tumanye ekitufu

  • @ntalisthomason
    @ntalisthomason Před 13 dny

    Mulangira should be hosted at list twice a week tusobole okuyiga bingo byayogera mubiroto NGA tubiffuna wabula nga amakulu tetugategeta . Ayi omutonzi waffe akwongere okumanya

  • @shakirahnabachwa6625
    @shakirahnabachwa6625 Před 14 dny +3

    Wulira bwino !!! tusima nyo ba ssebo

  • @kasulestephen4213
    @kasulestephen4213 Před 11 dny +1

    Naye mutabani wa Kaaya yafukadi omulangira?????
    Sibuziza mububi??

  • @dedlydrimofficial1083
    @dedlydrimofficial1083 Před 13 dny

    Ne Kabaka Mwanga wali. Abakadde Basituka, buli mbuzi kekadde edde kunkondo yaayo

  • @IsaLuigaleBakibinga
    @IsaLuigaleBakibinga Před 11 dny

    Nze Newuunya Abasaba Lumbuye Abaddize Kabaka Ekyo Kyabubuyabuya !!

  • @annetnazziwa5726
    @annetnazziwa5726 Před 13 dny

    Mr kaweesi nze kyentesa mukulu nakibinge twadibade tutereza butereza nakulabika nsonga wabula sikunenya tukoze tutya okutereza obuganda no kusaba bajajja ffe okuttuyamba, omujawo akasajja kamayiga ne ka group ki kona emengo kubanga kekayambako m7

  • @promise99
    @promise99 Před 13 dny

    Mkn oyagara batutire lumbuye f waffe , nga omuyitta akomewo katti😊

  • @user-bu5wi9yo8f
    @user-bu5wi9yo8f Před 14 dny

    Mulangira alina omulamwa

  • @shakirahnabachwa6625
    @shakirahnabachwa6625 Před 14 dny

    ❤❤❤🎉🎉🎉🎉

  • @maynalukenge9605
    @maynalukenge9605 Před 11 dny

    Next part

  • @ssegawabrian7257
    @ssegawabrian7257 Před 14 dny +1

    I always knew sagalyabomgo was a name for men

  • @apostlecharlesmukisa917

    Proverbs 22:7 The rich rules the people buganda is no more became a beggar Abataka tebalina takka museveni omunyankole yabagulira attaka mu buganda e mengo

  • @namuwongeconstance5422
    @namuwongeconstance5422 Před 14 dny +1

    But kabaka is rich,why of all countries Namibia??? 😢😢😢😢

    • @user-pn9rr2vv4r
      @user-pn9rr2vv4r Před 10 dny

      Museveni wanted to imprison him and Kill him from there

  • @NooahArk
    @NooahArk Před 11 dny

    Banaaye omulagila kiki ekyetagiisa okutereeza obuganda?kuba mpulira nga amazigga gampitamu!

  • @sskajjazuraika6996
    @sskajjazuraika6996 Před 14 dny

    Bagundi ...kati ekituufu kki? ani ye ani? Tuwulirize ki tuleke ki!!!!!!! Hummmm.....!!!!byampuna

  • @Jeffkabs23
    @Jeffkabs23 Před 12 dny

    Naye kaweesa onyinza. Beera professional

  • @EarlyIntervention778
    @EarlyIntervention778 Před 12 dny

    Ono simulangira. Kabano.

  • @godslove7818
    @godslove7818 Před 14 dny +4

    Abaganda and Ugandans at large listen to mulangila if you need peace in Uganda

  • @dw6503
    @dw6503 Před 9 dny

    Gwe ssebo Nakibinge, ebyo byonna byandibadde bikola ssinga Museveni tabirimu. Museveni awadde Mayiga amanyi okukola buli kimu according to Museven's plan.
    Byonna byoyogera biraga oli ki project kya Museveni.

  • @MariamJose-pi3sn
    @MariamJose-pi3sn Před 14 dny

    Emisambwa jabuganda jejerumira kabaka. Omulangira webale nyo okusomesa wewawo

  • @fhfiorfi7088
    @fhfiorfi7088 Před 5 dny

    Lumbuye takyayina kyagaba bantu

  • @nakabugwuSarah
    @nakabugwuSarah Před 11 dny

    Kakisilani Ako kamayiga

  • @janezaweddekigozi5994
    @janezaweddekigozi5994 Před 11 dny

    Mahega Mahega oli kyebuza nga tokilaba ne mutabani wa Kalekezi.

  • @RonniePrince1-ff6ge5vi9b

    Jesus Christ is the way,truth and life...#John 14:6...

  • @devbakka4073
    @devbakka4073 Před 13 dny

    Sebbo mukama wange yansindikako mukobe naye.... Mulangira nsaba Katonda akunsisinkanyeko lumu.Nze mukama wange yampa leave oluvanyuma lwokuntumanga nga ensowole zasigibwa dda mubikka ebyenjawulo ate nga zikolagana ne muna namajjini Mayega.Omwaliro gwa butonzi mu bya musoke omusokerwa.

  • @user-bv9vm9ig5w
    @user-bv9vm9ig5w Před 14 dny

    Nakibiinge mutuufu ettaka lya buganda teritandikidde ku mayiga lyatandikadda okubbibwa atenga tayogera

  • @kingjahkyemeza8044
    @kingjahkyemeza8044 Před 14 dny

    Mulangira ndi nawe, airticket yange njirina

  • @bainganasam663
    @bainganasam663 Před 14 dny

    Hmmmmmmmmmm

  • @AnnaMichael-bi6zt
    @AnnaMichael-bi6zt Před 9 dny

    Bino ebintu obimanya kyetagisa tussa mu class nebabituyigiriza ,kati nfunyemu byenjize.

  • @sseguyawilly3772
    @sseguyawilly3772 Před 13 dny

    Kyova olaba nkwagalanyo mulangira wama tuyambe bambi

  • @user-pn9rr2vv4r
    @user-pn9rr2vv4r Před 10 dny

    Muleeta Kabaka waffee

  • @muzamirbaigwitte9959
    @muzamirbaigwitte9959 Před 13 dny

    Nsaside nyo nyo nyo abbo abakuvuma. Abaganda abasinga webalikutegerera nga balimumaaso ga Taata wensi Kabaka Bulamu.

  • @semakularichard6632
    @semakularichard6632 Před 13 dny

    Ssebo Omulangira lambulurira Àbàganda kiki ekyali mu ndagààno eyo eya 2013?

  • @dianmissy3010
    @dianmissy3010 Před 14 dny

    Nze Ndagire Nalwadda simanyi oba kyali muganda kuba obuganda busanawo ate abaganda bebabusanyawo !nze namanya ntya okugeyita😢

  • @BagumaStephen-tp4bz

    Encyclopedia

  • @gen.e.israel508
    @gen.e.israel508 Před 14 dny +4

    No one discusses mengo issues & Kabaka openly has legitimate info. These are sensitive issues just talkers

    • @abalasangeye7701
      @abalasangeye7701 Před 14 dny +2

      Kaakano nno k'oziyingidde olabika wamma gwe olina ku bwino. Otyo...

    • @NabbanjaAllen-lw8rg
      @NabbanjaAllen-lw8rg Před 4 dny

      ​@@abalasangeye7701😂😂😂😂otyo nange ninze

    • @abalasangeye7701
      @abalasangeye7701 Před 4 dny

      @@gen.e.israel508 Oyo omumanyi oba omuyita ba kaceere bammwe bano abeokuta street?

  • @namwanjecossy9758
    @namwanjecossy9758 Před 12 dny

    Wama mulangila, tubulile ku mulangila SABAGELEKA yefila ebungeleza

  • @user-fm4wx3xj5c
    @user-fm4wx3xj5c Před 14 dny

    Naye kakati sebo tosobola tugamba kubino byona ebigenda mumaso ensi Uganda lwaki etabanguse bweti?😢😢😢😢😢

  • @dr.watuwawilliams1639
    @dr.watuwawilliams1639 Před 14 dny

    Mutebi bamusonyiwe.Yakullira UK.Talina byamanyi.Yabuzaabuzibwa..

  • @Nakiyingi-rb5bx
    @Nakiyingi-rb5bx Před 13 dny

    Nze nange 100 ku100 ndmabega wa mulangila okulabula nokutaasa embeela eliwo kwajja netunoonya k.Mutebi nga tatukikako mayiga ngatugoba bugobi naye kati tulinze enfundikwa yabino ate tulebe mwebinaaba

  • @MukisaJulie-mv3kv
    @MukisaJulie-mv3kv Před 14 dny

    Omlangira twakufuna nga kyilabo wangala nga osomesa ensi yafe

  • @nassoloharrieet7821
    @nassoloharrieet7821 Před 13 dny

    Wabula Solomon Kaweesa otama 😏😏 nze nandikubattudde mwana🙄

    • @abalasangeye7701
      @abalasangeye7701 Před 13 dny

      Nassolo ku Serena awo abeerawo nnyo. Kale togaana kuyitirawo omubattule. Omanyi mwalema okumanya.

  • @user-fd7lt1tw9r
    @user-fd7lt1tw9r Před 14 dny

    Ebyama bingi nnyo ensi byetamanyi kati bwotuka ku mulembe gwabano abazalidwa mu 80 ate bo bawuta nebakataga bukatazi, ekutufu obutonzi bwediza obuyinza bwensi abo abalonde bakimanyi.

  • @teddienalongo1593
    @teddienalongo1593 Před 14 dny

    Naboosa sebugwawo yomu kubawala abasatu abatemula sekabaka mutesaa 2

  • @user-vp9zu7ty3v
    @user-vp9zu7ty3v Před 14 dny +1

    Do spears work in this generation?

  • @katweeleaizaka6238
    @katweeleaizaka6238 Před 6 dny

    *EKIMALA KIMALA (Part II) - EBIRWA BYERABIRWA... NAYE BWE BUZIBA ENJUBA ETERA NE YETEGULA N'EMUNYENYE NE ZEFUGA OBWENGULA*
    Ssebo / Nnyabo webale nnyo okujjumbira n'okunnyonyola ensonga ezo ezogerwako ezitadde abantu ku bunkenke "Kabaka aliwa!!"
    _[gwe naawe nkusaba otuuse obubaka buno eri Bajjajjaffe bonna mu Bika n'Emituba gya Bassekabaka, Abaami ba Kabaka, awamu n'Abaganda bonna gye bawangaalira]_
    Wabula nsaba tukkaanye nti:
    1- Omulangira Katebe, y'ENnono, ekuumirwako ebyokwerinda okw'OBUMU bw'Abaganda okunyweeza obutebenkevu bw'Omulangira olidde Obwakabaka. Era Ennono ya Katebe kitegeeza ennyungirizo y'empuliziganya mu mitendera gy'obulongoofu n'obutuukirivu bw'Obwakabaka, Olulyo lw'Abalangira n'Ebkika; ekiyitibwa ABALONGO (Abalongoosa) ba Mujaguzo; era tewali muntu, oba olukiiko lw'abantu, alina buyinza oba obusobozi kukyusa Nnono eyo - Ennono tekyuka: nga bwekyali ku lubereberye bwekitekeddwa okuba leero, era bwekiriba emirembe gyonna - Eggwanga ly'Omuganda Omwoyo Gumu Ogutafa, Obuganda Lwaazi n'Obwakabaka Emmeeme Emu / okukkaanya.
    Awo nno Bajjajjaffe Abalangira b'Emituba gya Bassekabaka baakola ensobi nnene nnyo nnyini ddala, okwekangabiriza okuwagikiriza Jjuma Katebe, muzzukulu Katende ow'Olugave, ne bamukakatika mu kifundikwa ky'Omulangira wa Mujaguzo, ayitibwa Katabe😱
    Katebe kitegeeza ENTEKO (enteekateeka, entegeka n'ensengeka) Y'OBULONGOOFU (ABALONGO) B'OBWENKANYA N'EBYOKERINDA KWA NNAMULNDO OKUYIMIRIZAAWO EDDEMBE LY'OBUNTU N'OBWEBANGE (FREEDOM) N'OKUTANGIRA OMULANGIRA KABAKA OKUKOZESA OBUBI AMAANYI G'OBWAKABAKA OKULINNYIRIRA OBUYINZA (RIGHTS) BW'ABANTU MU
    BUGANDA, OBWAKABAKA, EBIKA OBA OLULYO LW'ABALANGIRA..
    2- Olukiiko lw'Amasenge, y'Embuga ya Ssaabalongo, era y'Empulizo oba obugguliro (secret security and intelligence information communition network); era nga y'ennyungirizo z'empuliziganya ya Nnamulodo n'Omu Oyo (Omwoyo) Ttonda Dduda (Katonda)
    Era Olukiiko lw'Amasengere gwe mwaaliro gw'ABASIIGE okuva bika abavunaanyizibwa okulunngamya Kabaka, nga lutulwako bano wammanga:
    - Abalangira Abakulu b'Emituba gya Bassekabaka.
    ne
    - Bannaalinya b'Embiri za Bassekabaka.
    Bassekabaka, Abalangira Abakulu ab'Emituba gya Ssekabaka oba Bannalinya b'Embiri za Bassekabaka tewali n'omu ku bo oba bona alina buyinza kukyusa Nnono, kubanga balamulirwa mu mbuga y'Amasengere.
    Byonna ebivudde mu Lukiiko lw'Amasengere birangibwa Abalangira n'Abambejja. Abalangira be balangira (spokes persons) b'Amasengere, kyebava bayitibwa ABALANGIRA (the Spokespersons)
    Wabula ye Omulangira Kabaka alamulirwa mu Mbuga ya Kibaale / Namasole.
    Leero abantu bangi babulankanidde mu migozoobano gye bibonobono by'Empewo (Lubaale) wabwe, lwakujjawo Mbuga ya Ssaabalongo, eyitibwa Amasengere.
    Obuganda bwonna bubunye abafere, abagufudde omugano okuzimba Amasabo okwefunira 'Akawogo', mbu bakkakkanya obusungu bwa Lubaale.
    3- Eddiiro lya Kisekwa eyo mbuga enjweteke, eyassibwawo mu mankwetu ga Bakatikkiro /Abaami ba Kabaka okwekakatika mu buyinza obusukkulumu.
    Nze njogedde ku Mbuga ya Ssaabataka eyitibwa Kisekwa, eyajjibwawo, n'ekigendererwa okunafuya Bajjajjaffe Abataka Abakulu b'Obusolya bw'Ebika, n'okubalemesa okutabaganya abazzukulu babwe n'okukangavvula abasigire babwe / abaami eri Kabaka, bwe baba babajeemedde oba ng'ebikolwa byabwe bikontana n'Ennono.
    4- Abasiige mu mbiri za Bassekabaka awamu n'Olubiri lwa Kabaka, abensangi zino, balondebwa bulondebwa, awatali kulondoola n'okugoberera ENNONO / Ensibuko y'Omusaayi gwabwe, oba okulambikibwa okuva mu bika byabwe! Ekyo kikolebwa mu bukyamu, nga leero kye kivuddeko emirerembe gye nkayana ezitagwa.
    5- Abaami ba Kabaka batekeddwa okukugirwa era tebasaanira okusemberera KABAKA yadde okusemberera Olubiri lwe, kubanga bakoze kinene nnyo okulemesa Abasiige mu mbiri za Bassekabaka okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe mu Lubiri lwa Kabaka n'Embiri za Bassekabaka.
    Ssekabaka Ssuuna II ye yatuuma Katikkiro we erinnya lya "KAMALABYONA" olwekobaane lye (Ssuuna II) n'Abaami be okujeemera bajjajjabe. Ne Ssekabaka Mukabya Muteesa I yatuuma Katikkiro we erinnya lya KABAKA OWEBWEERU, okunyweeza ekkobaane lya kitaawe Ssekabaka Ssuuna II okujeemera bajjajjabe. N'okutuusa leero EKKOBAANE eryo lye lisaanyizaawo ettuttumu ly'Abaganda, Obuganda n'Obwakabaka.
    Bassekabaka Mwanga II, Cwa II, Muteesa II ne Kabaka Muwenda Mutebi II, ebyafaayo by'Obwakabaka bwabwe bujulizi bwa nkukunala ku bikolwa by'ekkobaane okujeemera ennambiko y'Ennono...
    Abaami ba Kabaka bangi ku bo balowooleza mu ndowooza za buyivu bwabwe (ng'obukenkufu mu mateeka) Yadde bakunganya obutitimbe bwa sente okuva mu by'obugagga bw'Obwakabaka, naye tebafaayo kuwaayo mutemwa gwonna okulabirira bantu abawangaalira mu lubiri naddala mu mbiri za bassekabaka; oba okujjumbira okukulaakukanya ebyobulambuzi mu mbiri omuli amakula enfoffoolo okwongera okugaziya ensawo y'Obwakabaka.
    Wabula abaami ba Kabaka balwanira nnyo okwewa obuyinza (influence) eri Kabaka nga balemesa emitendera (protocol) egiyimirizaawo y'ebyokwerinda kwa Kabaka, Olubiri lwa Kabaka n'Embiri za Bassekabaka.
    Awo we wava Emize gy'Abaami ba Kabaka, egisenkenya obutebenkevu bwa Nnamulondo - ng'Okwegulumiza, Obwanakyemalira n'obwannakigwanyi, ng'Omulangira alidde Nnamulondo yekobaana n'Abaami be okujeemera bajjajjabe, Abalangira Abakulu ab'Emituba gya Bassekabaka, Bannaalinya n'Abataka Abakulu b'Obusolya bw'Ebika.
    Anti naawe okimanyi "abaami ba Kabaka be bamulya mu ngalo..." (naawe kyemalireeyo)
    Nze Katwere Musajjaakaawa
    (+256 704 801313)
    *Katwe Katono Kamuwunda Empanga ya Muwanga*

  • @NamboozeFlorence-dc2vn

    Mulangila tuyambe otugabile Nalongo atwogelele nebajjajja batutase tuffa tugwawo

  • @user-bv9vm9ig5w
    @user-bv9vm9ig5w Před 14 dny

    Nakibinge baaba mukoowu ku mayiga mbu akavubuka😂😂😂😂

  • @LutaayaMorgan
    @LutaayaMorgan Před 14 dny

    Abaganda bwebunde muzukukee wabura obuganda bugwawo wabura

  • @MackleaneNabbosa
    @MackleaneNabbosa Před 9 dny

    Ebyomunju tebitotolwa , ensonga ezimu tezetaaga mu camera, kasita olaba nga omuntu ayanjala obuganda abaako ebigendererwa ebili personal. Buganda telina kisenge kya nkizo?