Okutumbula endabika ya Kampala:Minisitule ya Kampala etongozza enteekateeka endala

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 11. 07. 2024
  • Ministry evunanyizibwa ku kibuga ekikulu Kampala , ngeri wamu n'ekitingole kya gavumenti ya ki JICA etongozza enteekateeka egendereddwamu okutumbula endabika y'ekibuga ng'eno yakutwala emyaka egiwera 25 okugituukirizaMu nteekateeka eno mulimu enteekatekateeka z'okulwanyisa amataba, okumalawo omugotteko gw'ebidduka mu kibuga, okuzimba enguudo eziri kumutindo mpozi n'okutumbula ebyenfuna bya bannakampala Kyokka Lodi Mmeeya wa kampala Erias Lukwago alina okubuusabuusa nti nteekateeka eno yakussibwa mu nkola kuba nnyingi ezizze zitongozebwa wabula nezigwa butaka
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Komentáře • 6

  • @trendspromax
    @trendspromax Před 26 dny +1

    Bino byona singa mwali mubitegeeza
    naye kati mwabaze deal kulya sente😂😂😂

  • @alexkakooza3116
    @alexkakooza3116 Před 26 dny +3

    Lukwago bigambo twakoowa abalemesa enkulakulana kubanga temulina Wemufunira okwekusa

  • @sadikkgan526
    @sadikkgan526 Před 26 dny +1

    But why not building another city in that £25 bns instead of diverting pipo with yiur nonsense!??

  • @bettymusoke2510
    @bettymusoke2510 Před 26 dny

    Lukwago, gwe okolawoki? Mbade ngamba nti gwe oli mubuyinza, naye buli ekijja okiwakanya

  • @tayebwamubarak4444
    @tayebwamubarak4444 Před 26 dny

    Naye kla