OKWANJULA MU BUGANDA: Omulamwa gukyaliwo oba gusaanyeewo?

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 22. 08. 2024
  • Okwanjula gumu ku mikolo egy’obuwangwa egisinga okuba egy’ekitiibwa mu buli ggwanga wano mu Uganda.
    Obulombombo bw’omukolo guno nazzikuno nga bwa kwegendereza olw’okuggyayo amakulu gaagwo baabuwe ennaku zino bw’olaba okwanjula okukolebwa, lw’okimanya nti ddala eby’edda bisasika olw’empisa eziyingiziddwa mu mukolo ezimu nga tezimanyiddwa na buvo bwazo.
    Kati abawala, abakazi, abalenzi n’abasajja abeetigoonyolera mu kwanjula ne ba ssenga ababuukira wansi ne waggul wakati mu baana abazze okwanjula byonna byewuunyisa.
    Enkyukakyuka eno abamu bagamba nnungi kko abalala nti okuggyako okutta obuwangwa, terina kyeyongedde ku makulu ga kwanjula
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

Komentáře • 39