Katikkiro agambye embeera ya Kabaka e Namibia temugifuula ya byabufuzi
Vložit
- čas přidán 9. 07. 2024
- Katikkiro Charles Peter Mayiga ategezeezza abaami b’amagombolola nga bwebatagwana kuwudiisibwa bannakigwanyizi abefuula abaagala ennyo Kabaka,naye ng’ekigendererwa ku muvvoola.Mayiga azzeemu okukikkaatiriza nti ebifa ku Kabaka e Namibia abiwuliza bulungi nga kale abo abefuula nti nabo babimanyi, takyabawa budde.Ono abadde asisinkanye abaami ba Kabaka abamagombolola mu Kampala.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Obuganda abulamulira Namibia 😢
Kutumanyira atuyita basiru
Yeee , alamulira mu Namibia WANO kumuliraano just
Ono alinga mpuuga
Naye musajja ggwe, ggwe weefuula okwagala kabaka...
Ggwe weesese. Katulinde
Ask him
Nze team katikiro. Wama katiro waffe mayiga tuli mabega wo kuuma kabaka waffe
Hmmmm
Wabula mutuyambe singa kisoboka temwanditulazenga kifanaanyi kya Mayega kuba abamu atusesemya
Katikkiro webale kukuma damula ❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤
This guy is mufere super 😢😢
But katikiro was wrong, why hasn't kabaka ashamed him and these people see him?.
Kabaka is not a common person. Part of his life needs to be kept secret
That's the truth he's a Mafia 🙆
Great work done 🙏
Naye ......mayiga otwagazaki😢😢
Mufere nnyo 😢
You are just ignorant 😂😂😂😂
Akakasiza nti yasinga low wamutima nalo big up our katikilo the man wama tebakozesa nsobi tebali byakola
Katikiro oli muli musoootaaaa kassajja gwe,you very sold off buganda z land,while they evicted pipo from Lubigi you didn't say anything,Oli Sitaani
Nze kulwange ndaba ababanja Kabaka Bona tebamwagala abamu Fujo nabyabufuzi oba kwaki temwewumuzako nebwebulibadi Amazima galizuka
Gwe oyogera nga ani woba omu kubagwila gundi buniza
@@ramlamm sikunenya mbera yakibi yekutawanya nze Okuba omugwira nkakutemye gwemugwira kyovalaba Saudi ewakabaka wayo ekitibwa gwemugwira omanyi mwesawo amagezi amatono gakoya bigere
Kasita tetubanja kabaka wa Rwanda
Ramla ayise Nalubuka omugwiira🫢🫢🫢😀😀😀
Hmmm,oba ensi eragawa!!
@@eyasalawo256 nze nebwompita omugwira tebinuma ekituufu nkimanyi Siri mugwira nekyokubiri erinya sinze eyalyetuma nywanjagayo sikunenya nenya ngozi eyakuweka gwetoli namuganda nesekereko muwala wabengabi
Wama bagambeko paka kuwulira bubi, gwe Katikiro byona gwe obitutusako okuva embuga wama wasomoka Lwera ❤
Sirika totwasamira wama
@@sebulimbagodfrey1629 Nolaba amanyuma gano banaye Kiki awo kyayogera ekituufu, okujjako okumusudiya.okutunulidde bayigereramu appearance mumaaso bona abasinga tebakiriza wat he is saying
Kubyeyakabagamba wakakirizaako kiriwa? Kuba yafuuka musajja mulimba atakyanywerera ku bigambo bye. Luli yagamba ali Germany Lumbuye nabantu abalala nga bagamba ali Namibia, kati naye kyayogera.
Katwaleeri
Wabula osesemye lwakyi buli lwetumusaba kabaka waffe NGA tekamu ebyobufuzi akasaja ako nemuseveni katonda alibututasako
Bagamba tewali wabalema kutuuka ate kati bawogana 😂 CPM nyweza ddamula
I really love this man
Genda okawase mbaata gwe totwasamira wama
@@masakatalentuganda9040obukyaayi bwaaki ?
Bino bya Baganda na buganda waalibyeesonyiye
Olunaku lumu ojja kwejjusa ebigambobyo ssebo. Naye ensi terikusonyiwa.
mayiga plz bring back our kabaka you ka man mr algye
Twangala kabaka waffa gwe gwe kasajja gwe 😢😢😢😢😢
i JUST LOVE OWEKITIBWA KATIKKIRO'S STRAIGHT MESSAGE . ❤❤❤❤❤❤❤ CLEAR .
Twagala kabaka gwe yasama
Katikiro we need our king please 😢😢
I feel a lot of pain in me😊
Wassaanya kalooli wekaza mbu alamulira Namibia
Alamulira Namibia otuuyita basiiru 😢 kwegamba Buganda yadda mu Namibia olyoke oyasamilire kasajja kika kyi Kano 😢😢 nokatunulira bwwkeyogeza😢😢😢
Twagala Kabaka
Twagala kabaka kaloli free our kabaka
Thanks 👍👍👍👍🙏🙏🙏🙏🙏
Naye mmwe bikibyemuwuliriza?? Hmmmmm ngabagendayo babagobera bweru😢😢😢hmmm
Kati lwaki toleka bataka kulaba kabaka bwaba nga alibulunji????weyogeze nyo
Abataka ki nawe?
Kayiira Gajuule, Kasujju Lubinga, Namwama basituke; tewali ajja kubusabusa bigendererwa! Naye abataka abawebula Kabaka waffe bamulireko show...Nedda Nedda! Abaganda twewebude nyo ekisusse
M7 wanted to use Abataka as a political score . Thank you Buganda
museven uses mayiga more than Abataka, if you don't know
Oleega ebiteega M7, agyira wa wano? lumbuye aaiinga okubanja kabaka siwa nrm
Twagala Kabaka waffe
Obuganda abulamulila Namibia
Nange nkikabuziza buli kyayogera avevenga buvvevenzi😡😡
NAYE CAR TEA KEY LOW 🥴🥴🤦
Bazanya nengo,mayiga eyamwalura esiride singa Kabaka afa
Onomukola kki gwe
I'm watching live frm Kampala katwe
KABAKA gyali eyo E'Namibia alamula Obuganda !!!!!
that ka man just fooling us but he will pay for it soon
The ka place okingwari looks to be so wonderful 😊
Oba basiluki obwedda abakuba engalo nobatulira nga bakuza mitwe nga male kabaka alamulila Namibia
Komanyoko mayiga
Awangaale nnyo Mufumbyagganda
KABAKA ALINA GAVT Ye ERI MENGO ERA ENO YENSONGA LWAKI BUGANDA SI TRIBE (Ggwanga) WABULA NSI (NATION) ‼️🙏 BULI MUNTU AYAGALA OKULABA SSABASAJJA KABAKA ALINA KUYITA MU GAVT YA KABAKA E MENGO ONO DIPLOMACY MUKULU 🎉🎉🎉🎉 AYI KATONDA KUUMA SSABASAJJA KABAKA
Oja kutuyana nomusayi twagala kabaka
Am ready here
Ye lwaki ensonda ziba nekusifu
Ki kyebatya 😢😂
Lwaki abataka tebemuzako ..I love u Charles p mayiga
What is the role of Abataka?
@@mutebisamAnd they're more powerful than the Katikiro
They are not mukwano katikiro is second to kabaka if the king is not around katikiro helps to run the system and the reason why they're arrested in Namibia is that they visited M7 and asked him fund there journey before cusulting the katikiro and kabaka u can't meet kabaka fwa u have to on appointment @@ColbyDurrett-th4hx
@@mutebisamAbataka are very significant more than Katikkiro who is simply elected and can be changed. Look for Jakana Nadduli's talks.
go check you head plz ,
Wabula ekyokoola ggwe olinga amatako
Wabula mu Uganda buli kimu kisoboka, naye ekya allergy kyankuba wala nnyo 😭😭😭😭😭 after long digging stories. Nze siwakanya statement nemu, i analyse. All to God leadership comes from God.
Kale wulira akasajja byekogera mbu ssabasajja ali Namibia jali alamula obuganda! AKAMANYIIRO.
Ako kamayiga akanyarwanda kaffu nyoo obutemu bwebukatawanya😢
@@ramlamm . Mwana akasajja kano oba keyitaki.
Naye Lwaki Mayiga Osaku Kabaka Olukomera??
Nanti Bali mukumuwa butwa bagala affe basanyewo obuganda naye beriko
Abomutima ❤❤tetusaga
Abantu nebava kuno nebagenda e Namibia nebavayo nga tebalabye Kabaka waffe kyewunyisa
Kati obuzibu buli luddawa obugaanisa Abataka okulaba Kabaka? Kasajja ggwe ak'enkwe ka Peter mayiga Mukama akutte ofe ne gumuseveni😢😢😢😢
Let them go and check on their relatives
@@123abc-nv8jk don't talk on Buganda issues if you are not a Muganda please
Fewano kabaka wafe wano ngabwarwala akirizibwa okuramburwa Mayiga wakafa
Something is terribly wrong about kabaka Baganda better wake up you’re under siege.
Something is suspicious. I feel like kabaka is very ill and might not make it.
Labayo enaku erikubantu bayoyereramu ngabalaatanga sabasajja bwalamulira e Namibiya, Mukama agyakulamula kasajjagwe
😂😂😂😂lwaki abasanga mukibuga tebayina masaza gyebava kitegeeza mayiga ali mukutya.twagala kabaka oba walaluba omutima tebitukwatako
Abataaka bakulu nyooo okusinga katikiiro
Yes
True
Obugalo nga tebuwera
Nati bamuwa butwa bane era sibangi kyebuvva butawera
Mayiga Kabaka talamulira Namibia, Kabaka alamulira ku Namulondo ye, tugyeko obutamannya.
Alamulira Nami 😂
Ate namwe abamawulire mulekere awokutuwamawolu gonomutemu
Yah mayiga wasanya ne banyarwanda bane bamuwa butwa batunyiwa😡
Gwe weyogeze naye obuzibi buli nti amawulile gade nti Kabaka ayina obuzibu bwona mujakakasa👌
Gwe mayiga zanarelo kabaka alina kulamulila Namibia??? 😡 kasajja gwe akanyarwanda tukutaddeko abirri buli wodda gwe vvevenga😡😡 buli okikoze nebatemu bano naye musaga
The relationship between fish and water makes makes me believe that betrayal is real, when i see water participating in cooking fish 🤔👁️👉😊
Obuganda buli Namibia 🙄🙄
good question dear, this ka man mr algye is just fooling us but we are seeing him
Ssabasajja Kabaka Abaka Obubaka Bwa Ttonda, Ttonda Omutonzi ne ba Jjajja bo basiime owangaale emyaaka emirala miingi.
Wonna wooli, olamula Ssebo Ssaabalongo.
Abo abaalidde ssente bubakeeredde, okalya dda, kadda dda. Mwalidde bbanja na mutango, mujja kubisasulira.
Ssebo Katikkiro/Kabaka w'ebweeru, yongera omulimu n'obuweereza Ssabasajja bweyakukwaasa. Akuume atakuumira mpeera.
I surpot the katikiro
Nyoooookooo amaaaaaziiiii
Nanti mwe bamu muli bamuwa butwa😡
nonsense nòooooo go eat that mafia
Naye akasajja ka mayiga oba kalifa lumbe?atte obuntu bwebutyo mukama abuwangaza😢
Mayiga mukAma ajjakusasuula byona byokoze ssebo
Nabana babana bako bajja kilozako😢😢
Twagala kabaka waffe,twakowa obufeere bwo Buganda eri Namibia
Wewunzize muli kasajja gwe
Mayiga is intelligent beyond..... I love how he hundles stupid people
mayoga is a used some ting i wii not say, one t you will understand who is he very soon
mayiga, m7 Nabbosa, Ndawula twagala kabaka waffe you will pay for it
Kabaka is not common person, part of his life needs to kept private. Why do you think even royal family is quiet bcoz it knows wats right
But with due respect for you ssebo Katikkiro, mazima ddala Kabaka Obuganda abulamulira Namibia??!!!!!
Kale kiriza abataka balabe ku Kabaka oluvanyuma babuulire abazukulu nti Kabaka ali mumbeera bweti.
Mukusooka watugamba nti ali Germany....
Oluvanyuma abantu b'okumitimbagano nebakulaga amazima gewali okweese abantu ne batubuulira nti ali Namibia.
Naye ssebo katikkiro Kabaka waffe abantu so ssi mwe abakungu be..... Ate abataka oba bajjaja b'obusolya tebakyuusibwa naye gwe obukulembezeebwo buliko ekkomo.
Ssebo nkusaba owulire emiranga gy'abantu obeere mulambulukuffu okusinga bw'oli kati.
Byona mbiwandiise nkusaamu ekitiibwa ssebo
Yesu ye Mukama
Nedda nyabo nze mbiganye
@@ebdulbakshi1759 ge mazima
Abaganda mukakkane kubanga Kabaka ali nemuganda we c.p.m ❤❤❤❤❤
Kamayiga konna kakalu kalinga oluku. Operation kwekaza
Mukulu Mayiga eyava e Tanzania OBuyinza wabujjawa na manyi okusinga Abataka ? TO MANYI ABATAKA BEBALONDA KATIKIIRO? Lwaki wesibye ku Buganda? Obonyabonyeza nyo Kabaka waffe. Tuvile odeyo Ewamwe e Tanzania.
Kabaka yakagoba dda naye karemerawo kali mukumuwa butwa kuba kakorela m7n oba balowoza banawangula
Lwaki Kabaka bweyali omulwadde nga akyali mu Lubiri tebagenda kumulabako?
Nkwagalanyo Katikiro Waffe.
Awangaale Sabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II
Mayiga kati ye kabaka Ssebo. Buli kimu yakimala
Careful
Naye bannange obufuzi kibi era kikolimo.tegereza olaba ne mr mayega naye kati nnakyeemalira.kakaati abataka lwaki katikkiro tabaleka nebalaba kabaka waabwe.
Naye ekyamazima katikilo byawoza mbu tetumubanja kabaka Alina kyatukweka atubuza buza
Ssebo totubuzabuza twagala Kabaka waffe.
Abantu anti tebakwesigga!!!
Naye y Namimbia ? Kabaka e Kireka baali tebasobola mujja njabirawo ??? .
Naye newunya enjalabi mukuba mungalo. Abasajja abakulu??? Naye bana uganda abantu bakulu baba, mwemukola ebitategrlekeka!!!
Mayiga Kabaka Wamukweka bikwesi??Lwaki Omujia kubananyibe??
Kabaka has his private life too, like any other person
Your talking as who
Very stupid en idiot
You think kabaka has no family
U think has no relatives
People mwebuza amagezi banae
Why do you get drunk on katikiro.
Whn he choosing him
Didn't he leave you
Gasiya😮
Oba rwaki temwesonyiwa kabaka abayamba ki ekyamanyi mu Uganda 😂olaba abaganda babagoba ku ttaka naye mu Buganda teli afayo temutumalako mirembe
Kyogereko nga basibye baganda wano naye teri Kabaka kyeyali akozewo
Check this point out, Kabaka yamala kuwambibwa abantu nebasendebwa kumataka gaabwe. Kabaka muntu wabantu nnyo era atukuumye nnyo nnyini
@@nalugosylivia2727abo bagwila mubuganda tebalinamu kyebategera so tebakurumyaa mutwe
Naye bano abakubila gano amazi engalo balimu amagezi
Sebo Katikiro totusiriwaza. Kabaka taba wabanganda ze na baana be, Kabaka avunanyizibwa ku bantu bona balamula. Nolwekyo bebalina omubanja nga tebamulaba, sosi baana be oba baganda be.
Kabaka M7 yamuwamba
But they say kabaka is for buganda
Wait when he dies then u will look for words to explain to us.
Tujja kagajjambulaa eeeeh wekajja okudamu amagezzi😡😡
😢😢😢😢😢😢😢😢
Weebale kuwereeza tusiima.
Obuganda kati buli Namibia?
Ne Dube Sempaata mulabye😂😂😂😂😂😂
Gyali e Namibia alamula obuganda!Ehhhhhh
NZE KANO AKASAJJA KANTAMA BULI LWEBAKABUZA KABAKA KOGERA KABALATA BUBALASI. ATE NAMWE ABAKAKUBIRA MUNGALO MULIBAWUDUUFU KABAKA ALAMULIRA NAMIBIA?