kituufu muwambe!Kattikiro Mayiga alumbye Bobi wine!Oyinza otya okuwa Kabaka ki nigiina?Bobi atabuse!

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 14. 05. 2024

Komentáře • 111

  • @maria-najjumamarbach282
    @maria-najjumamarbach282 Před 19 dny +9

    MAYIGA OLIMBA ESONYI OZIFFUDE OBUBUSSUNGU SSABASAJJA KABAKA WAFFE YALI AGAMBA GWE MAYIGA FREE SSABASAJJA KABAKA WAFFE

  • @user-fm4wx3xj5c
    @user-fm4wx3xj5c Před 19 dny +4

    Mayiga mutemu okuva lweyakolera kabaka cake nga elinga kesi yabafu 😢😢😢😢😢ayi mukama kuuma kabaka waffe

  • @Umuvandimwe7Ug
    @Umuvandimwe7Ug Před 19 dny +7

    Kamala what ....???? Do good and the good shall follow you . Mukama ye amanyi ekigenda mumasso

  • @MugwanyaMusa-vu3lb
    @MugwanyaMusa-vu3lb Před 19 dny +4

    Naye mulowoza bwetunatula kinagwa nze ngamba tusituke ekimala kimala

  • @umarsimbwa8297
    @umarsimbwa8297 Před 19 dny +2

    Kale nowadays kino kikatikiro, mukifo kyokubulira abantu ebikwata ku kabaka waabwe kitumanyira bumanyiizi.

  • @fazilaluwedde9614
    @fazilaluwedde9614 Před 18 dny +2

    Mayega teweralikirura wabula oli ku mission naye Allah agenda kulaga obuyinza bwe

  • @senkumbamohammed944
    @senkumbamohammed944 Před 18 dny +1

    Team Mayega ne Mpuuga ne Medard M(3) or M cubed ne bwenakola ekibiina tebasobola kufuna buwagizi businga Bwa Bobie

  • @HajjatZaina-wo3et
    @HajjatZaina-wo3et Před 17 dny +1

    Walai byewunyisa😢

  • @user-ty6hg5se1s
    @user-ty6hg5se1s Před 19 dny +2

    Mayiga free kabaka

  • @peacecomfort4279
    @peacecomfort4279 Před 19 dny

    Above every boss, there is a boss...God the almighty will help us in every situation🙏

  • @user-jh7fj7wj4c
    @user-jh7fj7wj4c Před 19 dny +5

    katikira poisoned kabaka

  • @user-tf1cq2eo1v
    @user-tf1cq2eo1v Před 19 dny

    Kabaka waffe ffena era tewali ayinza kutuziyiza kumwogerako... we need our King...

  • @user-tv1rp4ip1r
    @user-tv1rp4ip1r Před 19 dny +2

    Mayega ssabatemu olimba sigwe wazala kabaka era siyegwe ayina obuyinza wekka kukabaka

  • @PrinceK-qi4hv
    @PrinceK-qi4hv Před 16 dny

    Twagala Kabaka Waffe 😂😂😂😂

  • @user-hj4rs6kt3f
    @user-hj4rs6kt3f Před 19 dny

    Well said mr. President mitembo

  • @nakatejannat9660
    @nakatejannat9660 Před 19 dny

    Kabaka muwambe kuvaddi nga akuza enviiri raba nigiina gwalimu nebaza omwami oyo eyewaddeyo navayo nalaga abaganda ababanja ssabasajja ekiyumba kyalimu bwokiraba banange ,tunawona akasajja ka mayiga ako olumbe olwo

  • @bashemeraenock9096
    @bashemeraenock9096 Před 15 dny +1

    Kabaka abaka ki?

  • @user-mr7ix2ng2n
    @user-mr7ix2ng2n Před 8 dny

    Banange myai MK M7 RlP mayiga Mayiga 😭😭😭😭😭

  • @user-tv1rp4ip1r
    @user-tv1rp4ip1r Před 19 dny +2

    Mayega oli muteemu nyooo

  • @WakadalaAbu-fv4do
    @WakadalaAbu-fv4do Před 19 dny

    Bigup mr president of Uganda we know what to do free our king

  • @reedzikusooka796
    @reedzikusooka796 Před 19 dny +1

    We need our Kabaka. We don't want to know oba gwe kamala byonna oba kamala bikyi we need our king

  • @mumbejja-cl5zr
    @mumbejja-cl5zr Před 13 dny

    Kamalabyonna omuli wenkwe nobuseko obwekirogo olaba bee mwaliyonka akutta nakujjawo naye ggwe omuli wa ssente immmaaa yali agaamba ggwe ssebo leka kwekaza nakwewunza nga ekituufu naawe okimanyi bulungi 🤔🤔

  • @nalungaharriet6475
    @nalungaharriet6475 Před 19 dny

    Kabaka waffe ssebo siwuwo wesesa twagala Kabaka,Kabaka yatugamba oli yuda katikiro

  • @bukenyazakaria595
    @bukenyazakaria595 Před 19 dny

    M7 free our Kabaka & others,
    Ono mayega mufere

  • @marksegwanyi1840
    @marksegwanyi1840 Před 19 dny

    That's how you reasoned last time, but it ended up Fred being true😂

  • @user-uq6su4yw7l
    @user-uq6su4yw7l Před 18 dny

    Gwe kamayiga kabaka waffe yakwasa damura nga amanyi orimuntu damura wagiwa m7 naye kati wefura mbu oyagara kabaka kumbe oyagara kumuta mbwa gwe

  • @user-sk9oq2yp4d
    @user-sk9oq2yp4d Před 19 dny

    Mayega olimba oyagara lumbuye amanyi ebikwata kukaba okusinga gwe mayega free our kabaka

  • @KasiryePaul
    @KasiryePaul Před 19 dny

    Mayiga twagara Kabaka tewebuzabuza

  • @senkumbamohammed944
    @senkumbamohammed944 Před 18 dny

    Obuseko obwe kisezi, ekilogo time is a judge , soon time is to determine your fate.

  • @Jailah256
    @Jailah256 Před 19 dny

    Free our kabaaka coz yewomugaso wano mu Uganda sebo if u didn't no then get to know it from now

  • @user-tv1rp4ip1r
    @user-tv1rp4ip1r Před 19 dny +1

    Mayega toyasama olimbaaaaa olikateemu nyoooo

  • @woganjozey3971
    @woganjozey3971 Před 19 dny

    MAYIGA ,EKYO KABAKA KYEYAYOGERA YALI AKYOGERA KU GWE NE M7 KUBA MWE MULINA PLAN EYOKUZIKIRIZA KABAKA N'OBUGANDA MUNGERI EYAMANKWETU.

  • @nakatejannat9660
    @nakatejannat9660 Před 19 dny

    Nsaba tukunge abamasaza gabuganda bona abali mukusamba omupiira gwa masazza,nga kabaka takomyewo teli final

  • @s.i.m-kr3uv
    @s.i.m-kr3uv Před 19 dny

    Obusungu tebukoola olaaba ne president museveni Alina abawabuuzi ate olwo mwe abalala nga ate ekituufu kabaaka alabiika buubi nyo alinga omuntu omwavu alwadde nga omwavu nedda kiswaza nyoooooo

  • @oliviaal5633
    @oliviaal5633 Před 19 dny

    Byonna mayega yekaza nze njagala Kabaka wange

  • @mumbejja-cl5zr
    @mumbejja-cl5zr Před 13 dny

    Ate mayiga lekeraawo okuvevenga mbu tuliira muwogo omwokye ku nsonga zaakabaka kintu Kiri simple tulage ebirambulukufu ebimukwatako toddayo kutwasamira 😏

  • @Jailah256
    @Jailah256 Před 19 dny

    Olinga amazi gwe kamayiga we know very well that u dont love our king but wekaza emsonyi ozifude busungu

  • @user-tv1rp4ip1r
    @user-tv1rp4ip1r Před 19 dny +1

    Mayega olimbaaaa toyasama you poisoned our King

  • @nakatejannat9660
    @nakatejannat9660 Před 19 dny

    Kona katunula nga emba enzibi

  • @salongokimera7975
    @salongokimera7975 Před 19 dny

    ani akumanyi gwe ka mayiga

  • @RICKIONVOICEX04
    @RICKIONVOICEX04 Před 19 dny

    Mayiga muli mukubala bitiibwa nabya buggagga tewefula mbu oyagala obwakabaka obala byanfuna nabitibwa naye boi tukulaba

  • @nabaddarehemah
    @nabaddarehemah Před 19 dny

    Banange

  • @murungi.the.african372
    @murungi.the.african372 Před 19 dny +1

    Does bobi want to be Katikiro or

  • @namweracaroline9940
    @namweracaroline9940 Před 19 dny

    Mayiga Yalya sente za m7......

  • @user-wt1bx7ov4o
    @user-wt1bx7ov4o Před 19 dny

    Gwe mbwa gwe kabizi gwe akebitanga twagara Kabaka kakibeki obakiMayiga ne Mu 7 twagara Kabaka waffe Mayiga bwonyigiliza enyo enyindo ogileeta omusaayi Mayiga wandi tuwadde Kabaka nga wakyaliwo akalembeleza

  • @dianakaddu1275
    @dianakaddu1275 Před 19 dny

    Mayiga is working for M7
    Ugandans wakeup

  • @SsebandekeLawrence-lp6pu

    Naye kiki kino

  • @user-es7ls4zp6j
    @user-es7ls4zp6j Před 19 dny +1

    Nayekasajagwe kamayega wekaza kabaka yaryategezagwe how comes our king to be in the nigina

  • @user-lv9el1tb6w
    @user-lv9el1tb6w Před 19 dny

    Mayega yatugamba mbu kabaka eyeyita kitaffe kyari kitegezaki

  • @Mazima123
    @Mazima123 Před 19 dny

    Mayiga. Your words will one day come back to haunt you!!

  • @WakadalaAbu-fv4do
    @WakadalaAbu-fv4do Před 19 dny

    Maylga we want our king

  • @nakatejannat9660
    @nakatejannat9660 Před 19 dny

    Bukyanga kabaka alonda ba katikiro lero yatuletera ssabatemu,era tusaba ssabasajja bwakomawo akagoberewo mubunambiro

  • @estherbraunstein3424
    @estherbraunstein3424 Před 19 dny

    Mayiga obutemu tubumanyi Abaganda Tukoye Mayiga get out of Mengo Lubiri rwa KabakaMayiga Ayinna byabade ayagala okuyisawo bwabugaga bwa Kabaka ya Weber obutwa okuva Mayiga’s mutemu.

  • @yasinbukenya8675
    @yasinbukenya8675 Před 15 dny

    Amulage obuganda

  • @rukundojustus-zm1ft
    @rukundojustus-zm1ft Před 19 dny +1

    Oyoye mawube, abukila bulikimu😂😂

    • @kasozimedi1980
      @kasozimedi1980 Před 19 dny

      Olinga netako gwe olaba kamalamizi byayogera bikwatagana?

  • @kajjularuth897
    @kajjularuth897 Před 19 dny +1

    Mayiga ofaki

  • @GraceKevin-pz3ib
    @GraceKevin-pz3ib Před 19 dny

    Byonna gwe abimala era osobola okumutta tumukusaba aliwa era abakugamba okugenda okumulaba lwaki wabagana

  • @matovuabas4967
    @matovuabas4967 Před 15 dny

    Kakati kabaka aliwa gwe ayagala obwakabaka mutulage

  • @mirembekilabo7732
    @mirembekilabo7732 Před 19 dny

    Gwe kamayega totwekalizako, twagala KABAKA waffe ojjautuwa. Mpozi byobye onobitwalaRwanda . BanaUganda baja Kukumako Omuliro ne Familie yo tuwe KABAKA

  • @salongokimera7975
    @salongokimera7975 Před 19 dny

    Kabaka yali agamba kamayiga

  • @user-vf1os9dk9m
    @user-vf1os9dk9m Před 19 dny

    Banange buli kabaka bwazala omwana omulenzi wabawo ekibawo abamanyi obwakabaka bakimanyi era kabaka okutwaliza awamu kabaka agendako yemutabani we

  • @aziizaaziiza4554
    @aziizaaziiza4554 Před 19 dny

    Mayega yegwe kabaka gwe talaba twagala kabaka waffe

  • @Carolinaprossy-ms1mn
    @Carolinaprossy-ms1mn Před 19 dny

    Kabaka yali agamba mayiga

  • @user-ys5wk7qw2v
    @user-ys5wk7qw2v Před 19 dny

    Mayega kabaka yali agambagwe,kubanga sooka,olaba kabaka walabika,

  • @Jailah256
    @Jailah256 Před 19 dny

    If u truly love kabaaka then why is he looking like that, musaja watu yena omufude nga masikini iyih wabula kasaja gwe olikantu kabinyo

  • @aziizaaziiza4554
    @aziizaaziiza4554 Před 19 dny

    Kalabe bwe kasinika aganyo

  • @user-gc9iu2uh7i
    @user-gc9iu2uh7i Před 19 dny

    Ngegwe mayega matako matako matako matako matako matako

  • @user-oi4jl5os3y
    @user-oi4jl5os3y Před 19 dny +1

    Kabaka simwana mutto, Alina omukyala ne family lwakyi botebavayo nebantugamba nti kabaka muwambe? Omumbejja Everytime apostinga alimusanyu kitegeza kabaka Ali okay

    • @MutaaweGrace-xs1go
      @MutaaweGrace-xs1go Před 19 dny

      Singa omukyaala afuna olubuto telikula nga ludda mabega nebwekuba kutiisatiisa goverment esiokera ku family kati ggwe alinze damily ya kabaka olyooke olyoike otegeere nti kabaka bamutemula dda nobutwa ffe abalina eddembe lyokubanja kabaka mutuleke tubanje kabaka.

    • @user-oi4jl5os3y
      @user-oi4jl5os3y Před 19 dny +1

      @@MutaaweGrace-xs1go babawe nobwakatikilo kubanga bambi mufayo nokusinga bekitwatako 😂😂😂😂😂😂😂

    • @bukirwajuliet6202
      @bukirwajuliet6202 Před 19 dny

      Tomanyi bulombolombo bwabaganda ne kabaka.Nabagereka oba family yakabaka tekuli Alina lukusa lwogera kukabaka.Kabaka Alina abantu abalina okumulabilira naye bonna babagoba Kati SFC yekola

    • @user-oi4jl5os3y
      @user-oi4jl5os3y Před 19 dny

      @@bukirwajuliet6202 Kyotegeza naye tasobola kweyogelela

  • @user-lp7vi7qp5b
    @user-lp7vi7qp5b Před 19 dny

    Katikiro tetugaanyi gw'amanyi era gw'ali kabaka kulusegere, tusaba kutubulira kabaka aliwaaaaa?

  • @kakoozaandrew7203
    @kakoozaandrew7203 Před 18 dny

    Mwaana aba NUP mususse, muyiseewo nnyo. Muve ku Buganda, mukole byabufuzi byamwe temukozesa bulwadde bwa Kabaka mubyabufuzi. Kabaka muntu era naye obulwadde bumukwaata.

  • @mmassape4165
    @mmassape4165 Před 18 dny

    MAYIGA OLIMBA OBUGANDA BWONA BUKUMANYI GWAKOLERA. TOKYATUSIRUWAZA. ABANTU KABAKA BEYAGAMBA NTI BATUDIZA OBWA KABAKA NAYE TEBATUDIZA BUYINZA GWE MAYIGA BOWANA NTI BEBAKYASINZE OBUFUZI OBULUNJI. ATE ERA KABAKA BWEYALI AYOGERAKO NTI TEBABAGALA BWA KABAKA.

  • @JohnKiwalabe
    @JohnKiwalabe Před 19 dny

    Mayiga talina byatugamba

  • @RoozeGetu-vc6wn
    @RoozeGetu-vc6wn Před 16 dny

    Twagala kabaka wafe toyina kyomala oyagala kuta kabaka

  • @Bakeryisirayiri
    @Bakeryisirayiri Před 18 dny

    Mayiga gamubugumwe

  • @luukaboys1879
    @luukaboys1879 Před 18 dny

    NUP YAVA KUMULAMWA 😅😅KADDINGO TAJJA KULEMBERA UGANDA

  • @kasozimedi1980
    @kasozimedi1980 Před 19 dny

    Katikilo olinga emizi tulage kabaka waffe

  • @SsonkoCarolyn-os1ek
    @SsonkoCarolyn-os1ek Před 17 dny

    Yari agamba gwe kasajjagwe

  • @jorumjo
    @jorumjo Před 19 dny

    Oyo ye mayiga ayagala okutematema mu buganda

  • @rehamarr7496
    @rehamarr7496 Před 19 dny

    Kati tebaayogereko nti ayambadde nigiina??😮

  • @user-me1hl9sv1u
    @user-me1hl9sv1u Před 18 dny

    Mayiga gwe atamanyi ntino omulabewo akubera kulusegere yuda esikaryo yali kulusegere lwa yesu amazima Gali nti olimulabe wakabaka

  • @Kamandenamande
    @Kamandenamande Před 19 dny

    Mayigga Ani akuba kabaka ebifanyi ebyo nabiwereza ku social media without your notes and you are the one who knows where he is come on wake up your grown-up man what are you talking about people complaining because of the way things are going pictures Is This? creasing our king.

  • @SleepyShuffleboard-ih4ed

    Mayiga you a good comedian bwono obikoze sebo. You abused the Kabaka in public in front of the people remember you called the royal king bu ayeyitakitamwe.

  • @Kabuzziyo8555
    @Kabuzziyo8555 Před 15 dny

    Yali amanyi nti olimu omulamwa naye oli kirelya

  • @wambazupaul8478
    @wambazupaul8478 Před 19 dny

    Bobi lacks knowledge on many things

  • @MutaaweGrace-xs1go
    @MutaaweGrace-xs1go Před 19 dny

    Nnaye ekibuuzo kyange kigenda wa katikkiro kabaka bweyagamba nti waliwo abataagala bwa kabaka yasonga kwaani? Wano omukulu we ggwanga weyayogera nti ffe nga abaganda tetukiriza baganda tujja crushinga abaganda ye katikkiro yavaayo ddi nayogera ku nsonga eyo . Ssabasajja katukkirize nti ali mumbeera mbi yatandika ddi okuba nga embeera ye mbi natandika okukyuusakyuusa abaami be nga tali na ku Nnamulondo ?

  • @nabiryejustine5590
    @nabiryejustine5590 Před 19 dny

    Any way Bobi Win a bantu bwe balimala okumanya sitaan akafugiramu balituza niya bulikimu kagala okwefula mbu kabimanyi nnyo oooh

    • @MutaaweGrace-xs1go
      @MutaaweGrace-xs1go Před 19 dny

      Mmwe basiru mmwe abawalampa bobi wine nga waliwo aboogera kyeere mbu crush baganda . Ggwe bwooba toli muganda ebyabuganda ndowooza walisoose nobyesonyiwa.

    • @user-oi4jl5os3y
      @user-oi4jl5os3y Před 19 dny

      Oyo abukila etokota tolaba bweyabukila NE muzibe wa sb4 omufele 😂😂😂😂

    • @nabiryejustine5590
      @nabiryejustine5590 Před 19 dny

      @@user-oi4jl5os3y Sure nawulira ko mbuno naye yamubukira naye sabiraba Bobi Win enjaga yamutabula obwongo nengendo zazungamu ada eno agenda eri alinga musambwa gwenyini 🤣🤣🤣🤣🤣

    • @user-lv9el1tb6w
      @user-lv9el1tb6w Před 19 dny

      Ate wurira embata singa si bobi win wanditegededi efuga ya museveni omusajja kyagulanyi azibude bana Uganda amaso buri kimu tukilaba

    • @user-oi4jl5os3y
      @user-oi4jl5os3y Před 19 dny

      @@nabiryejustine5590 yes yapostinga muzibe mbu bamutulugunya amaso negaziba mukomela ye olwalaba ki story kya muzibe nabukila nga tamanyi nti guy yagenda nga tvs NE radios nga anyumya different stories 😂😂😂😂😂😂

  • @sumayyahraihanahmuhammad

    Mayiga eddamula ojikutte bubi stop fooling us what we want is our king

  • @MoureenNabwami
    @MoureenNabwami Před 19 dny +2

    Katikiro you are one who poisoned kabaka wafffe . twagala benne😊

  • @ashawalugembe5671
    @ashawalugembe5671 Před 19 dny +1

    Bobi wine Olimba kabaka mujje mubyonufuzi.ojja kwonona nup.kabaka mujje.muntalo zzzo Ssebo

  • @susangulobaseera5543
    @susangulobaseera5543 Před 19 dny

    KATIKIRO. WE RWANDA. MAIGA MANA, M. SHUT. UP., OLI. KA TUMBAFU, O. MULABE. ABEERA. KULUSEGERE, . MAYIGA. SABASAJJA. YAGAMBA. MAYIGA. EYEFJLA. KWAGALA. KABAKA., MBU. HAHA. HAHA. AKASAJJA. KAGANIRA. MUNTEBE. NGA PUGGA. BWEYAKWATA. ENTEBE. YA. ZAAKE.

  • @RoozeGetu-vc6wn
    @RoozeGetu-vc6wn Před 16 dny

    Kabaka wabaganda si wabana oba mukaziwe

  • @namawandaritah7651
    @namawandaritah7651 Před 19 dny

    Mayiga kasajja gwe toswala ffe tulude nga tukulaba olabika gwe wakya namasiro , bingi ebizze bibawo e.g cake ya coffin ⚰️ , kabaka lwe yalabika eri obuganda nga mulwade ddaala, kabaka mubadde mumufude wa ku tumbula bivulu bya Balamu

    • @namawandaritah7651
      @namawandaritah7651 Před 19 dny

      Omwalo gwe mulungu mwatekayo majje ne mpaka zamato mwazitegekera oba mu saazaki? Wabula Mayega 😭😭😭😭

    • @namawandaritah7651
      @namawandaritah7651 Před 19 dny

      Omusujja obunyarwanda bwamuwambira kukisawe entebbe

  • @bashemeraenock9096
    @bashemeraenock9096 Před 15 dny

    Abanyarwanda baazina Amazike noozaalibwa sitani gwe