Katikkiro ayatudde ekimuwa obuvumu obutatya bamulumba

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 13. 05. 2024
  • Join this BBS Terefayina family to get access to perks:
    / @bbsterefayinalivebute...
    #BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI
    Subscribe to Our Channel
    For more news visit bbstv.ug
    Follow us on Twitter / bbstvug
    Like our Facebook page / bbstvug
    Watch Live on bbstv.ug/live

Komentáře • 143

  • @judithnsubuga408
    @judithnsubuga408 Před dnem

    Katikkiro Webale kubeera mukulembeze mulungi! Gendera awo! Ba nnakyegwanyizi abaagala okutujja ku mulamwa, balabe nga abataliiwo! May da lord bless you and keep you

  • @AhmedMukibi-to3dy
    @AhmedMukibi-to3dy Před 17 dny +3

    But history repeats itself
    Let's pray quick recovery the king of Buganda

  • @salongokimera7975
    @salongokimera7975 Před 17 dny +4

    olyoke wekangabirize nga afuka anaaba

  • @ngandajanat4965
    @ngandajanat4965 Před 17 dny +1

    Befula mbu bagalanyo kabaka naye ebyobufuzi simwe musose ela simwe musebyeyo Besigye yafuba obutayisamu Bantu bukulembeze maso naye kiswaza okuba mwekenyinyi mulengezeza egwangalyamwe 😢😢😢 bulimuntu Alina kusikakubana gwanga nalyoka afuna kyawagila ela kyowagila esawayona kigwawo obagwe okukyuka nowagila ekilala naye egwangalyo telilikyuka tujanjawaze ebyafe nabalala tubibagazise❤❤

    • @jeffkyle9631
      @jeffkyle9631 Před 16 dny

      Nze ngamba Mila ddagala lyo.Ne Ka Mayiga ko

    • @keithjackson2277
      @keithjackson2277 Před 11 dny

      Mukulu waffe kituufu naye weyagaliza nnyo

    • @ngandajanat4965
      @ngandajanat4965 Před 11 dny

      @@jeffkyle9631 Mayega omusingaki dala oyinzanokuba wasuzenjala nganabanabo tomanyi bwebasasula school fees 😂😂😂

  • @mozartmozia3365
    @mozartmozia3365 Před 17 dny +3

    Yegwe eyefuula ayagala obwakaba naye nga tobwagala

  • @NaatashaShamirah
    @NaatashaShamirah Před 17 dny +3

    Kabaka waffe lwesuubi awatali suubi,lwe sanyu awatali sanyu Kati bwaba alimumberra enzibu ate nga tugamba waligwa wetuligwa Kati kiba kiki ekyo?????

  • @Leeasiimwe
    @Leeasiimwe Před 17 dny +2

    Bravo 👌👏

  • @kanyerezidalton7945
    @kanyerezidalton7945 Před 17 dny

    This man's strength banange is second to none

  • @Micheal-fm4mz
    @Micheal-fm4mz Před 17 dny

    Ndaba oyogera byoli mukukola ffe twakutebuka dda. Twagala Kabaka waffe nebwonokola otya.

  • @robertarineitwerobertelisa4256

    Webale mr katikilo

  • @renarenatah4198
    @renarenatah4198 Před 17 dny +3

    We want our KING

    • @khalifhassannkalubo5526
      @khalifhassannkalubo5526 Před 17 dny

      Even after explaining to you, you still repeat the same thing oba mwaabaki 🙄
      Mwe ekinakulyaako ameenvu.....

    • @muhimbiseraymond
      @muhimbiseraymond Před 17 dny

      you're the kind of people that are brain washed. Supporter of those who want the Kingdom broken. Such a pity, full of pretence, yet a devil underneath

  • @brianssempala8684
    @brianssempala8684 Před 12 dny

    Twagala Kabaka waffe

  • @nakintujemimah5529
    @nakintujemimah5529 Před 17 dny

    Twagala kabaka waffe sikutunyonyola bilumbo byo

  • @rsekiranda7419
    @rsekiranda7419 Před 17 dny +3

    Mayega oli mufere nyo

  • @kimulijohnw9841
    @kimulijohnw9841 Před 17 dny +1

    Esebo ffetumulina mumusayi munda gw'omwagalako ssente nabifo

  • @mukisashafiqq8073
    @mukisashafiqq8073 Před 17 dny +1

    twagala kabaka

  • @NaatashaShamirah
    @NaatashaShamirah Před 17 dny +1

    Embeera Kabaka jalimu banange tesanyusa, gwe okusanyusa then gwe mulabe WA Buganda namba emu😭😭😭😭

    • @nkomojosh3557
      @nkomojosh3557 Před 17 dny

      Mwesonyiwe Mayiga Kabaka ayina omukazi nabaana abakulu nomu yamutumye mu america

  • @doctorzunga9814
    @doctorzunga9814 Před 17 dny +4

    Katikkiro Mayiga Katonda yakutuwa nga kilabo Wangaala nyo Mukuuma Ddamula....Ffe Abaganda obukadde 14 tukwagala era yegwe esuubi lyaffe okutusa Buganda Kuntiko 🙏🙏🙏🙏🙏💪💪💪💪💪💪💪💪💪

    • @namukuyejane
      @namukuyejane Před 17 dny +4

      Gwe weka siffena

    • @jkk4579
      @jkk4579 Před 17 dny +1

      A true muganda does not need to refer him/her self as one. Unless you you are guilty and you are not one of them .

  • @salongokimera7975
    @salongokimera7975 Před 17 dny +1

    Sekabwa keweyolera kakuluma entegatega naye kasaajagwe oli kabinyonga gyenkomeza

  • @voiceofheavenministriesuga1110

    Voice of heaven ministries Uganda CZcams channel

  • @NaatashaShamirah
    @NaatashaShamirah Před 17 dny +2

    Answer questions on people's mind vva mukwekangabirizza no kwebuzzabuzza

  • @kasujjaalex5220
    @kasujjaalex5220 Před 17 dny

    Ew'ekitiibwa ffe abakyalina amagezi tumanyi omulabe wa Buganda omutuufu

  • @user-xc9kn4fh1f
    @user-xc9kn4fh1f Před 17 dny +2

    Mayega sigwe kabaka oli muyaye oli mulimba oli kasajja kattemu naye ffe abaganda tetuli bajegga tujja kulagako

  • @Biggie-ug03
    @Biggie-ug03 Před 16 dny +1

    Bobi wine simuganda ssebo yefula bwefuzi ffe tukimanyi kubanga nenono zabuganda yazivako dda kati munanfusi ayagala kwawula buganda ku baganda embwa eyo tuli banyivu

  • @sofaineeko9141
    @sofaineeko9141 Před 17 dny +4

    Mayiga burilwenkulaba ontemya omulanga va emengo kasajja gwe 😭😭😭😭kabaka yari agamba gwe yakugoba dda oriwo kumudumu gwamundu

    • @davidelba6676
      @davidelba6676 Před 17 dny +2

      Naye nsaba lwaki togenda mu kooti owaabe omusango ogwo okusinga okugya ku mutimba gano,kooti nzigule twala yo omusango ogwo avve mu office eyo bwe gumusinga.

    • @khalifhassannkalubo5526
      @khalifhassannkalubo5526 Před 17 dny

      Era dala oli neeko 😅

  • @mutumbaanthony7131
    @mutumbaanthony7131 Před 17 dny +3

    Wel said sebo, at least they will use the little sense they have, because no muganda can speak nonsense things on his or her kingdom

  • @LugobeMuhamadi-pf1or
    @LugobeMuhamadi-pf1or Před 17 dny +2

    Gwe akusanyusa nga ali mu nigiina

    • @deniswalugembe7589
      @deniswalugembe7589 Před 17 dny

      Katikiro yeyabitaddeyo ? Oba mwe abatayagala kabaka.

    • @LugobeMuhamadi-pf1or
      @LugobeMuhamadi-pf1or Před 17 dny

      @@deniswalugembe7589 Naye ddala olaba ekifananyi ekyo kabaka yadde muwadde naye ayina kwambala batyo ffenna tulina abalwadde

    • @deniswalugembe7589
      @deniswalugembe7589 Před 17 dny

      @@LugobeMuhamadi-pf1or abo abatayagala buganda bebateddeyo ekifaanyi. Banange tuwe abantu ekitiibwa katikiro tasobola ku postinga kifananyi kyakabaka nga kifana kityo. Ate ekifananyi kiri edited- wz techninology omuntu asobola kola kyona- kati tuli ku artificial intelligence- omuntu akwogezza byotayogedde!'But all in all waliwo abalwanisa obwakabaka nga befuula abwagala ennyo.Abalala bagala bwakatikiro. But administration is not water to drink

    • @LugobeMuhamadi-pf1or
      @LugobeMuhamadi-pf1or Před 17 dny

      @@deniswalugembe7589 my brother our katikkiro was asked about the where abouts of our kabaka and he said that he is taking medicine in Europe but when professor Badiru asked him to go there and have a look at him he refused and those are the chiefs of kabaka who are supposed to know what is going on but they know nothing and when you are sick you need people to comfort you but our katikkiro eve he can't tell which hospital is kabaka taking treatment from and to be sick is not a crime why is he hiding him from important people like the chiefs

  • @salongokimera7975
    @salongokimera7975 Před 17 dny +1

    Totuwoganira tuwe kabaka waffe

  • @ssematemichael5176
    @ssematemichael5176 Před 17 dny

    Mayiga togeza obukulupya ne bukusoka emabega

  • @awinocaroline2647
    @awinocaroline2647 Před 17 dny

    Kamalabyona is GOD not katikiro bring the Kabaka of Bugada back and mind you the King of Buganda to say that there are those who pretend to love Buganda but they want to destroy it he meant people like you

  • @frankrock5290
    @frankrock5290 Před 10 dny

    Weebale nnyo Taata Ssebo Katikiro ffe byokola byonna tusiima

  • @user-wu4bj9qq7p
    @user-wu4bj9qq7p Před 17 dny

    Kasajja gwe oli kafere
    Kabaka aliwa gwe mayengamana

  • @tebusekelivingstone
    @tebusekelivingstone Před 17 dny

    Waaa gwe otemyetemyemu Buganda nga wekwese bajjakutegera Lindako abaganda abamu balwawo okulaba watuzadda emebega buli omu mubbi batulabula netutalaba abantu bagenda kukaaba nyo kululwo

    • @deniswalugembe7589
      @deniswalugembe7589 Před 17 dny

      Naaye gundi tusiime ko . Omusajja nga akooze ebintu banne abakulembeera byebatakoola. Omanyi omuganda agamba atamukutte yagamba yaaye..... simanyi oba wali obaddeko yadde e LC1 chairman. Naye tusiime abantu abalina ebirungi byebakola. Masengere, telefayina, amasiro ne mbuga zamasasa byonna musajja yo mayega yabikoze in 11 yrs

  • @MugangaIsma-dl2lo
    @MugangaIsma-dl2lo Před 17 dny +6

    Naye kasajja gwe oba tukuwona ddi

    • @user-nx2qe3gx3k
      @user-nx2qe3gx3k Před 17 dny +1

      Muli kawona ddi, kalidde ki ekikyo nyoko amazi

    • @deniswalugembe7589
      @deniswalugembe7589 Před 17 dny

      Naye namwe muyitaawo nnyo. Omusajja mutuufu. Mulimba nnyo. Toyinza kumanya bifa kukabaka kusingq katikiro

    • @khalifhassannkalubo5526
      @khalifhassannkalubo5526 Před 17 dny

      Olaba otya office eyo bwebajikuwaamu ko tulabe obusobozibwo

    • @deniswalugembe7589
      @deniswalugembe7589 Před 17 dny

      @@khalifhassannkalubo5526Nanyi kiggwa ....... bwetuba twagala kabaka no buganda tukole ebiweesa buganda ekitiibwa- leadership is not water to drink.... simanyi oba wali obaddeko omukulembezze?

    • @jkk4579
      @jkk4579 Před 17 dny

      @@deniswalugembe7589 Use common sense, compare how dishornest the Katikiilo has been in regards with others in the past. He is a devil and a wolf in sheeps skin

  • @brianssempala8684
    @brianssempala8684 Před 12 dny

    Abaganda balimukulya katonga ajula

  • @mayegakam7340
    @mayegakam7340 Před 17 dny

    Where our king please totunyonyora ssebo

  • @doctorzunga9814
    @doctorzunga9814 Před 17 dny +6

    Lumbuye ekifere ne embizzi zakyo ndowoza mufunye level leero...mujukire Buganda Lwazi ate Katikkiro Mayiga ka konge ka kukubo ssi mutitizi nga mwe abayasamira ku Sosolo Mediya....Wangaala nyo Mukuuma Ddamula 💪💪💪💪💪💪💪🙏🙏🙏🙏🙏🙏

    • @namukuyejane
      @namukuyejane Před 17 dny

      Yendowoza 😏😏

    • @user-fm4wx3xj5c
      @user-fm4wx3xj5c Před 17 dny +1

      Ela dala gwe zunga😢😢😢😢😢oyo gwowanika kabaka bwaba taliwo naye aba tayina makulu oyo omusajja mubi nyo twagala kabaka mwagala kumutta bantu mwe

    • @ZzingaRonaldSsebalamu
      @ZzingaRonaldSsebalamu Před 17 dny +1

      Genda okombe nyoko mumatako,omale oje onkombe mukabina ngamaze okuva mukabuyonjo okweyamba, gwe zike gwe😅😂

    • @lilzeingeorge5639
      @lilzeingeorge5639 Před 17 dny +1

      Olinga Amatakoo ga mayiga mbwa gwe

    • @juniork001
      @juniork001 Před 17 dny +1

      Webale doctor

  • @littlebossronnie5454
    @littlebossronnie5454 Před 17 dny

    Ebisiru siru bye bikuba engalo

  • @MulangiraDdungu
    @MulangiraDdungu Před 16 dny

    Abaganda tulikoma ddi okutambuliranga mu nsobi??

  • @ssukafaruku6195
    @ssukafaruku6195 Před 17 dny

    Fe tulaba wewasanga buganda newojitusiza Ela genda mumaso totya

  • @sadikkgan526
    @sadikkgan526 Před 17 dny

    Kati ekituffu kyekiliwaa??

  • @salongokimera7975
    @salongokimera7975 Před 17 dny

    gwe nawe yakuzala

  • @kafcyimon
    @kafcyimon Před 17 dny

    Nga gwe ssebo

  • @CharlesMayanja-cu5vp
    @CharlesMayanja-cu5vp Před 17 dny

    #mayigaandm7freekabaka

  • @SsenkumbaJacob
    @SsenkumbaJacob Před 17 dny +4

    Tweyanzizza Ali KABAKA okutuwa Katikkiro Owek. C.P. Mayiga omugezi, omuyiiya ate nga wa mmizi. #WangaalaAyiKABAKA

  • @user-qi2vf8bq4f
    @user-qi2vf8bq4f Před 13 dny

    You caught them, abatakwagala ba kwetugga

  • @alexkawulira5927
    @alexkawulira5927 Před 17 dny +3

    Mayiga we need our Kabaka 😢

  • @user-gd8qo3dj4v
    @user-gd8qo3dj4v Před 17 dny +2

    Naye wajja kugata bantu oba kulwaana nabo lwaaki tolekulira kitegeeza gwe omu kubatabwagala .
    Engeri gyoyisaamu ssabasajja kabaka
    Lekulira kubaanga nazina obulugi ava mudiiro.

  • @Fatma-qr8zz
    @Fatma-qr8zz Před 17 dny +1

    😊😊 atengawagamba nti eyeyitakitafe ķabaka wabula

  • @tebusekelivingstone
    @tebusekelivingstone Před 17 dny +1

    Okuva Edda abaganda tebalabulwa nga bakyayagala omuntu ovuuma social media ate jjokozesa

  • @KyobeCedric-oo6xk
    @KyobeCedric-oo6xk Před 17 dny +1

    Now days you call yourself kabaka, we want our KING stop your games

  • @mosesssenyonjo6033
    @mosesssenyonjo6033 Před 17 dny

    Mayiga olinga bee

  • @muhumuzasamuel9060
    @muhumuzasamuel9060 Před 17 dny +2

    Oyo Bobi win 🏆 yeyefula😂😂

  • @juniork001
    @juniork001 Před 17 dny

    Owekitiibwa Katikiro Mungu akutukumire,kakati kino ki lumbuye ekisiru kidemu kyasame,kirina gano gasiru ganakyo,kyasamaaaaa,gasiya

  • @christinelubega6122
    @christinelubega6122 Před 17 dny +3

    Mayiga nebwoliffa ensi ekitegedde nti oli mutemu ate omubbi

  • @davidkalanda2125
    @davidkalanda2125 Před 17 dny +2

    Elyo li kyagulanye ne bayaga banalyo.

  • @user-pj3yi4yn4l
    @user-pj3yi4yn4l Před 17 dny

    Ssebo tubalaba ela tebawulila ela nomwogezi wabwe yatugambye nti bo betegefu okubelawo awatali bwakabaka

  • @user-no1wr5gk8d
    @user-no1wr5gk8d Před 17 dny +2

    Banange mayiga tuvile, ffe twagala kabaka waffe.

  • @user-fm4wx3xj5c
    @user-fm4wx3xj5c Před 17 dny +2

    Mayiga twala eri terela twagala kabaka sigwe kabaka newokola otya tosobola fuuka kabaka gwe mususi wamenvu gwe kubanga okusinziira Nyinimu bwafanana nawe bofanana?kasajja gwe oli kabi nyo

  • @nankingajane
    @nankingajane Před 17 dny +1

    Free our King of Buganda

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu Před 17 dny +2

    Kabaka aliwa twagala kumulabako

  • @salongokimera7975
    @salongokimera7975 Před 17 dny +2

    Buzabuza banyampi bano

  • @LugobeMuhamadi-pf1or
    @LugobeMuhamadi-pf1or Před 17 dny +1

    Ago ga Tv gakolera ggwe

  • @torookmakto1750
    @torookmakto1750 Před 17 dny +2

    Sebo nkusaba nzendimuzeyi myaaka 71 nazalibwa a 53 toyogera bitayamba. Twala abantu eri Bbaffe Bamulabeko ebigambo to tebituyamba wena oyogera ociina. So Bbaffe Yakulaba era Nakusingako. Abalimba. Anti balimba batwale Jaali obaswaze. okayanaci? Walumbe abeera Tanda tewefuula walumbe sebo. Mutebi Yakutebuka Nakusingako swalako otwaleyo Lumbuye Jaali kuba Yetatuwa amawulire muswaze weyambuleko ecikoligo cobuswavu. Olimukutunda Taka ryabuganda ate wekaza. Allah Aswaza mr. mayiga Yakuswaziza nga Bweswaza abayudaaya bali kucooca Abaana babasabula. Katonda Namugeleka Taasa Bbaffe Nobuganda inisha Allah amiina

    • @kigandamichaelkennet6588
      @kigandamichaelkennet6588 Před 17 dny

      Olimba Ssebo ku myaka gyo tosobola kuwandikka bya kitto olimba nnyoo...azalibwa mu 44ebera nemyaka 80.. atte gwe owa 53 noba na 71... Hmmm kika

    • @torookmakto1750
      @torookmakto1750 Před 17 dny

      @@kigandamichaelkennet6588okakasa byacito? Ecimala empaka kubbi kuba kuwunyako. Atutwale tulabe Kusabasajja Tukakase byayigera. Era bala kuva a 53 olabe. Eracacitoci cenjogede?

    • @deniswalugembe7589
      @deniswalugembe7589 Před 17 dny +1

      Naye byoyogera bya kito. Akutwale olabbe kabaka bulijjo yakutwala omulaba? Ggwe omukulu ggwe otamanyi nti kabaka asiima busimi okulabika?

    • @kigandamichaelkennet6588
      @kigandamichaelkennet6588 Před 16 dny

      Hehehe nabazze bubbi naye mulimba nnyoo mbu tutwale bulijjo yakutwala... Ekyokubiri kabaka naye muntu affuna obulwadde kubanga si yekabaka assose okulaala mu byafaayo.. n way tumusabira awone... Bulungi ...​@@torookmakto1750

  • @jkk4579
    @jkk4579 Před 17 dny +1

    Omusajja Ono Mayiga Musege muddiba lye Ndiga. #Free Kabaka wa Buganda. Your words are dishornest. Your are not respectfull like predicesors You dont understand Buganda's traditions at all. You have divided Kabaka's subjects silenced them and litrelly taken over Kabaka's Authority yet you are a Mukopi.

  • @abelmtumz5043
    @abelmtumz5043 Před 17 dny +1

    We're just asking our kabaka tetukulumba mukulu telela

    • @deniswalugembe7589
      @deniswalugembe7589 Před 17 dny

      Bulijjo yamubawa? Oba kabaka yasiima nalabikako eri obuganda?

    • @abelmtumz5043
      @abelmtumz5043 Před 17 dny

      @@deniswalugembe7589 he want to kill our kabaka in silence we can't accept that munyampi and good that all country is now aware and alert of mayiga's mission to our kabaka

  • @CharlesMayanja-cu5vp
    @CharlesMayanja-cu5vp Před 17 dny +1

    Kasajja gwe ka mayiga okaabiza obuganda amaziga. Naye?

  • @KigoziAARON
    @KigoziAARON Před 17 dny +1

    Yatutama

  • @user-pl9gi3hi6x
    @user-pl9gi3hi6x Před 17 dny +1

    Kabizigwe kamayiga lwaki amaajje gakwetolede.

  • @hairpitch
    @hairpitch Před 17 dny +1

    Twaggala kabaka waffe

  • @bakerssebunya9088
    @bakerssebunya9088 Před 17 dny +1

    Webale owekitibwa Mayiga. Nsaba Katonda akutukumire.

  • @user-vp7zo6it8v
    @user-vp7zo6it8v Před 17 dny +4

    Tewali ayagala kubatema mu gwe kizibu kubanga tomanyi wayina kukoma, lubaale womulamu tasamirirwa leeta Kabaka yeyogerere, edagala ryabino byona liri limu leeta Kabaka bamulabe ko, buzabuza abo abadongo bano naye ffe turenverera Wala, oli kasajja kakulupya ate akatemu olowooza tetumanyi nti oli RDC wamuseveni

  • @naigaeva8377
    @naigaeva8377 Před 17 dny +1

    Gwe kabwagwe👉👉tuwekabaka kasama

  • @salongokimera7975
    @salongokimera7975 Před 17 dny +1

    Baanange kasaajagwe wekaza

  • @nolabakale2626
    @nolabakale2626 Před 17 dny +1

    Olinga emana mayega

  • @lilzeingeorge5639
    @lilzeingeorge5639 Před 17 dny +1

    Gwe kassaja gwe oli kayaye ntumbavu twagala Kabaka

  • @Uncensored-Updates
    @Uncensored-Updates Před 17 dny

    Owaye kabaka ye kitafe 😂😂😂komawo sebo

  • @namawandaritah7651
    @namawandaritah7651 Před 17 dny +1

    Kasajja gwe oli sitan eyaja okuba , okutta nokusanyawo

  • @tebusekelivingstone
    @tebusekelivingstone Před 17 dny +1

    Kati alwa obufere

  • @essaynatts6244
    @essaynatts6244 Před 16 dny

    You hypocrite one day you will pay the price. Ye gwe akola olukwensinsi naye Katonda alaba

  • @tebusekelivingstone
    @tebusekelivingstone Před 17 dny +1

    Anti olowoza buli omu musiru Kale wakuzibwe bubi nyo Kati ffetetulina kumanya kabaka Wali

  • @ritassali1360
    @ritassali1360 Před 17 dny

    Yegwe ayagala bakutwale nga Kabaka. Kati yefula ayogela ku .....regime

  • @mckajiiko
    @mckajiiko Před 17 dny +1

    Gwe buziibu mu buganda

  • @robertlwanga5811
    @robertlwanga5811 Před 17 dny

    Obaatulidde kuba batutamye naddala ku yotube.

  • @salongokimera7975
    @salongokimera7975 Před 17 dny +1

    gwe kamu kubbo

  • @gramostrucking2268
    @gramostrucking2268 Před 17 dny

    Ate gwe avoola, Kabaka,

  • @coolbishopmusicug2347
    @coolbishopmusicug2347 Před 17 dny

    Wise man katikiro leave the homosexuality political Hooligans

  • @kimulijohnw9841
    @kimulijohnw9841 Před 17 dny

    Kati nawe wefula afugirako kabaka kumbe oyagala kumuwamba

  • @deomutumba1255
    @deomutumba1255 Před 17 dny

    Kabaka waffe wakola bulungi okulonda Kamala byonna omunywevu , katikiro ffe tugende maaso .

  • @user-qi2vf8bq4f
    @user-qi2vf8bq4f Před 13 dny

    Talk directly that you mean nup team

  • @Micheal-fm4mz
    @Micheal-fm4mz Před 17 dny

    Ndaba oyogera byoli mukukola ffe twakutebuka dda. Twagala Kabaka waffe nebwonokola otya.

  • @mukisashafiqq8073
    @mukisashafiqq8073 Před 17 dny +1

    twagala kabaka