Ssaabasajja okudda - Amaaso Gasambye Endege. Kati Kiki Ekirina Okuddako Ate Mu bwangu Ennyo?
Vložit
- čas přidán 7. 09. 2024
- Omumbejja Ndagire ayogera gyetuli ku kiddako, era ayawula amakatala wakati wa bantu ba Ssaabasajja Kabaka abali ku Butaka ne abali ku mawanga. Atugamba buli bamu wa webabeera bakwata.
Maama waffe guma, ffe Tetugenda kulekeraawo kwekalakaasa, Tukooye akamannyiiro mu ggwanga lyaffe Uganda
Mayiga Twagala Ssabasajja Kabaka alabikeko ku mattikira ge mu ngeri yonna esoboka
Nange nkuramusizako nyoo ssebo omumbejja kitufu tuyina okurwana namanyi okutasa kitaffe naye nsaba mukama katonda akukuume taata waffe 🤲🤲🙏🙏🙏
Mayiga must resing
Tebageza nebateeka Kabaka ku zuumu, mpozzi nga ne mayiga ajakwogerera ku zuumu.
Mayega lwaki maso mogi taja mubantube sebo toja kukyusa. noono yafe never ever
Abaganda abam tebawurira kubanga abam gala okulya
Webale nyoooooo
Mayiga tuviile muganda😢
Mayiga tukoye orimutemu vemengo oyagala kuta kabaka
Mayega tuvure emengo
Mayiga omufere ave emengo by all means
Lumbuye yatugamba nti kabaka akyali mubuwembye
Kituufu tuli basanyufu twali tetumanyi nti tulidamu netumulaba,naye mwe abogera ne bba ffe,agobe Mayega,kuba yamulonda
Mayiga must gp