Lubaale - Ekinonoggo - Ndoota nsamba omupiira oba nga nteeba goal - Bantubalamu

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 11. 09. 2024

Komentáře • 34

  • @bulegahassan1019
    @bulegahassan1019 Před 3 měsíci +1

    Ndota mikwano gyange NGA banyigide gabapalana

    • @Bantubalamu
      @Bantubalamu  Před 3 měsíci +1

      Nyonyereza ku lubaale w'omukago

  • @Kibuuka-2
    @Kibuuka-2 Před 3 měsíci

    Wewawo Webale kutusomesa tusiima🙏🙏

  • @Nabawanuka23
    @Nabawanuka23 Před 3 měsíci +1

    Wewawo 😍 😍

  • @angelnandaula9205
    @angelnandaula9205 Před 3 měsíci

    Weebale nnyo ssebo okutusomesa, mukama akwongere omukisa🙌🙌

    • @Bantubalamu
      @Bantubalamu  Před 3 měsíci +1

      🙏🏾

    • @user-tk4hr7mh
      @user-tk4hr7mh Před 3 měsíci

      Nze ndota nnyo nga banziika nokuloota nga ntereza amaalalo ge bukojja

    • @Bantubalamu
      @Bantubalamu  Před 3 měsíci

      @@user-tk4hr7mh omuzimu gweyo...era munange oliko empewo...Walumbe

  • @mukankusi-kj2ps
    @mukankusi-kj2ps Před 3 měsíci

    Webale kutuwereza sebo bantu balamu omukabwe waffe 😂😂

  • @mukankusi-kj2ps
    @mukankusi-kj2ps Před 3 měsíci

    Okuloota nga omusajja agrnda kumpa enkoko enjokye kyeki sebo

    • @Bantubalamu
      @Bantubalamu  Před 3 měsíci

      Ekyo nange simanyi mbuuliza omukulu mu text message please....naye ekilooto kyonna okimalangayo mubufunze...amakulu....omuntu okuwa enkoko enjokye....nze nga nze sikilabamu nnyo makulu

  • @namayanjaruth1685
    @namayanjaruth1685 Před 3 měsíci

    Bannange Nze nekonna konna ebittategerekeka, nebwempita ku lujji lunkuba

    • @Bantubalamu
      @Bantubalamu  Před 3 měsíci

      Kilabika Muwanga....ddala okwekoona akagere

  • @MbiddeDavid
    @MbiddeDavid Před 3 měsíci

    Bweza nnyo

  • @dancanraphael4380
    @dancanraphael4380 Před 3 měsíci

    Ssebo webale kuwereza,Naloose taata wange eyafa mu 2017 nga ndi naye mukibuga Mukono naye nge bwekyaali emyaaka nga 40/50 emabega ,nga bwangamba nti ,Ggwe tomanyi nti kino ekibuga kyaali kyaba nadiini kuva dda

    • @Bantubalamu
      @Bantubalamu  Před 3 měsíci

      Walumbe, muzimu gwakubiri....Bamweyana

  • @MukasaJames-wg5cb
    @MukasaJames-wg5cb Před 3 měsíci

    Mbulila kudagala nabeko nsobole. Okuseta tusima empelezayo

  • @sophieismael2364
    @sophieismael2364 Před 3 měsíci

    Thank i so much

  • @fatamahfatamah9309
    @fatamahfatamah9309 Před 3 měsíci

    Webale kusomesa nsi kojja nge owengonge!🙏
    Ndi wano Oman Lubaale anuma kubula kunkutula!😢😢
    Nsaba katinda olunaku lumu ntuleeko mudilo lyo ndukuvire nkuntono onsalile kumagezzi!🙏🙏😢

  • @NabawanukaNabukalu
    @NabawanukaNabukalu Před 3 měsíci

    Wewawo webale okutusomesa nga tusiima nnyo❤🙏🏾.
    Naloose nga nywokako ensweera nga nnyinji I was with my friends but nga I'm telling them siwunnya but lwaki ensweera zinemedeko 🥺.
    Even in real life ensweera zatandise okumberako buli wenzira nekiro tezebaka tezinvako nenabubi nazo zatandise okubeera Wendi even in my bedroom 😢😢bintiisa kyoka ndi kumawanga Siri wakka 😞😞💔

    • @Bantubalamu
      @Bantubalamu  Před 3 měsíci +1

      Ensweera (cobra) oyo Lubowa.....onanoonya obuyambi munange nga otuuse ku butaka

    • @NabawanukaNabukalu
      @NabawanukaNabukalu Před 3 měsíci

      @@Bantubalamu ntegeza house flies mkn not snakes I'm sorry 😞 oluganda nawandise luffu

    • @Bantubalamu
      @Bantubalamu  Před 3 měsíci +1

      @@NabawanukaNabukalu anti wawandiise ensweera....a fly is called ensowera..........kati langi ki eyensowera ezijja mu nju.....bweziba za blue nga omanya Walumbe

    • @NabawanukaNabukalu
      @NabawanukaNabukalu Před 3 měsíci

      @@Bantubalamu kitufu kirabika walumbe 🤔😔😔ooh .
      Neyanziza munaye mukama akukume❤️🙏

    • @Bantubalamu
      @Bantubalamu  Před 3 měsíci

      @@NabawanukaNabukalu nawe akunkuumire

  • @kyobunziakiiki4570
    @kyobunziakiiki4570 Před 3 měsíci

    Nga nesimye okuwuriza taata waffe. Omukama yebaale kususa yegu(flu&cough) Bweza nyo