TOMUKOWANGA Official Audio - Joseph Mukwano

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 5. 09. 2024
  • Composed & Sung by
    Joseph Mukwano
    +256754577775
    [Part 1]
    Mmanyi nti oyita mubinji
    Ebirumya omutima
    Bimalamu amanyi bimalamu esuubi
    Yadde, oyita mubinji togwamu esuubi
    Mwono Yesu - akyakuyamba
    Mmanyi nti ofubye okooye
    Osabye osiibye
    Akyakuyamba ono muyambi
    [Part 2]
    Wali obadeko awo Ensi nefunda
    Muli newekyaawa - Newekyaawa
    Wali obadeko awo nga olaba nzikiza
    Muli notya Era notya
    Yadde embeera egaana
    Yesu tanaba kugaana
    Tomukowanga tomukowanga
    [Chorus]
    Yadde yadde olumwa
    Yesu Tomukyawanga ono Tomukyawanga tomukyawanga
    Yaddee obulumi bunji
    Yesu tomukowanga
    Tomukowanga tomukowanga
    Yadde ensi yekyanze Yesu Tomukyawanga
    Ono teyekyanga teyekyanga
    Yadde enaku nyinji
    Yesu tomuvangamu
    Ono tomukowanga tomukowanga
    Yaddee emikwano jefuula
    Yesu teyefuula
    Nolwekyo tomukyawanga Tomukyawanga
    [Part 3]
    Kano akayimba nkawereza omuntu
    Awedemu amanyi
    Nakoowa Yesu ne kanisa
    Kano akayimba nkawereza omwana
    Eyakwatibwa ekisajja
    Nokowa yesu olwobulumi
    Kano akayimba nkaweereza omuntu
    Alude mubwavu nga tolina ayamba
    Teri ayamba
    Kanoo nkawade oyo omuntu alude nekirwade
    Omaze ebanga era otidde
    Akayimba kano nkawadde oyo omuntu
    Eyaferebwa omusumba
    Ebya Yesu notta nobikoowa
    Kanoooo ooh kakunyige omutima
    Oyagale Yesu talina musango
    Mwewe sembeza Yesu
    Akuyambenga akwetaga omwetaaga
    [Climax]
    Mwewe sembeza Yesu
    Tomukowanga tomukowanga
    Tomukowanga

Komentáře • 247