Mulangira webale tuwereza, bwosamiraMuwanga nga Kinnene Kyawanga tomusamidde oba tokoze, era bwosamira Ddungu nga tosamidde Kinnene Ttaka era lubaale tatereera ate Kinnene batenda Kabaka Bulamu atambula naani?
Walumbe atambula ne Kinenenyumba......ekibuuzo kyobuuza kyekimu nga bwobuuza nti bwowaako omulongo omu ku babiri....wabaawo obuzibu...? Ekyobuvunaanyizibwa kwekubawa bombi
Wewawo Webale kusomesa na kulamburura 🙏🙏🙏
Webale kusiima
God bless you and your family nshallah 🙏🏻🙏🏻🙏🏻
Wa aleikum salam🤲🏾
❤❤❤❤esabakunanba yabantubalamu banbi🙏🏾🙏🏾🙏🏾😭😭
+256772563344
Lwaki naloose nga abawala babiiri nga bagamba maama wange asimbe ebitoke bisaatu empewo zo bukojja zibere awo
Nkizeemu
@@Bantubalamu kale tata webale nyoo
Mazima abitambo biluma naye nze wenava ku kyekyo njakunyako 🙏🙏
🙏🏾
Bweza nyoo daala ssalongo we are appreciate your words 🙏
🙏🏾
Ndaala ndaala ‘ mutya no hmmmm mwebale welezza bujajja
Wawoo bweza jjaja WA baana
🙏🏾
Jaja osobola okusàmira nosigala nga olumbe lukuluma buh am a munyarwanda and it's now one month nga nvude mukusamira
Nga omanya tebyatereera
Osibye otya jjaaja wabaana nalose ngandaba waliwo amulisa mukisasi kutaka ngawaliwo ensilinganye naye yabadde musajja
Bwowuliriza audios ezisembayo esatu ogenda kutegeera amakulu gekilooto kino
Jjaaja Nina byempitamu nebaganda bange nemulugunya naye mpulidde edobozzi neligamba omusota gulimungalozo gamba baajjaaja bakole
Mukwano sooka ologololwe empewo...ozijjemu ebizibu....... awo lubaale atandike okusumulira ebibye mubulambulukufu
Webal kuwereza mwami bantubalamu,!nze Nabaweesi ebizibu binsuseko omuliro gunzita naye simanyi kyakola nsasba kubuyambibwo sebo
Omukulu munoonye face to face +256772563344
Mungu akuume, nzize mpongerera kumpewo naye naloota omwami nantwala musabo gyenasanga omusawo nagalawo nambuza kagyogyigyogyi webibuzo nemubuza nti ombuzangani kuba yali aggadewo netulwanaga munzikiza nemuwangula nabologa ngabwagamba eyantwaalayo okuggulawo nti akasajja kamutta , kyalimu makulukyi jajja ??
Mukulu kino ekilooto kirimu amakulu mukulaba okwange....nkusaba okiwerese omukulu ku simu ye mu text message...alyooke akidemu. +256772563344
Wewaawo ssalongo naye amannyo ganzigamu era bwengenda mukizungu gatabukiraddala naye ntasa jajja kisusse
@@makandasteven9069 munoonye face to face.....ayinza okuba Muwanga
Bweza nyo jaaja
🙏🏾
Webale kusomesa Mula.
🙏🏾
Webale kusomesa taata
🙏🏾
hahaha bweza jjaaja wabaana
🙏🏾
Mukwano webale kuwereza ,nkwagala nyoo.
Naye mukwano gwange ,obutabo mu Angelina book shop e masaka nga tebuliiyo
+256772563344
Nalose nga ndi munoga eboombo nagezze okwetunulila kumagulu nga dabako ebyoya
Oyinza okuba nga wazaalibwa oli mulongo wa Ddungu, maama wo nga bamulongoosa.....oba nga omusambwa gwa Muntu gwegukutawaanya
Hello jjajja webale kuweleza sebo. Ndose lero nga nzizeyo kusomero omusomesa nga bamuyita mukiibi nankwata nantwala mu offisi nensangayo omusomesa omulala nebankuba kibooko nti mbadde sikubye kikalu bwebamaze nabandeka nentabula negenda kukagali kange.naye nasose kubela nga sisobola kusituka oba obwogela nga ndi mubulili nempogana nyo ngampita gwesula naye mu room najja nansitula mubanga awo ne ntelela. Awo oluvanyuma kwekulota ekiloto ekyo.kiki ekyokukola. Nisimye nyo sebo.
Bitambo byo byebikutawaanya.....bikole ofune emirembe
Webale kusomesa ssebo
🙏🏾
Mulangira webale tuwereza, bwosamiraMuwanga nga Kinnene Kyawanga tomusamidde oba tokoze, era bwosamira Ddungu nga tosamidde Kinnene Ttaka era lubaale tatereera ate Kinnene batenda Kabaka Bulamu atambula naani?
Walumbe atambula ne Kinenenyumba......ekibuuzo kyobuuza kyekimu nga bwobuuza nti bwowaako omulongo omu ku babiri....wabaawo obuzibu...? Ekyobuvunaanyizibwa kwekubawa bombi
Embukuli 😂😂😂😂
☺️
.m
?