Magala Ayogedde Mazima Ku Nsonga Za Kabaka Ne Mmengo. Ebya Mayiga Ne Gov't Bisajjufu

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 27. 04. 2024
  • #mediachoicetv #TMO #miso #hostedbykankaka #tamalemirundiofficial #tamalemirundilatest
    Okukyalako mu studio Zaffe Eza TMO, Kuba 0702 81 59 59. Ensonga Zoyogerako zirina Kuba Nga zekuusa Ku By'Obufuzi, Obukulembeze Ssaako okunonyereza Ku Nsonga Enkulu Ennyo Nga Ziyamba Munnansi Oba Amawulire Agatalinda. Ate Kkwo Okulanga Bizinensi Yo ku Mukutu Guno Tukuwadde Emiwendo Ejisingira Ddala Okuba Emisaamusaamu Olw'Embeera Y'ebyenfuna Eriwo Kati. Yogerako Naffe Ku 0759-388-748
    Langa Bizinensi yo Wano wenyini. Kuba 0759-388-748. Oba tuwereze Whats App ku 0702 81 59 59.Weegate ku Mukutu Gwaffe Omupya Ogwa M.i.S.O. Gufune Otwegatteko Ng'osubscrbinga. Wereza obubaka bwo ku ngeri jetuyinza okukyusaamu ku mikutu gyaffe wano ku Mukutuguno
    Disclaimer
    Ebirowoozo By'Owulidde, Okugereesa N'ebikolwa By'omubiri byolabye mu Pulogulaamu eno, By'abo Bolabye Babikola Naye tebitegeeza nti Yenkola oba By'ebirowoozo Bya Media Choice TV TMO ne M.i.S.O Ebitongole oba abo bonna Abakola Ku mikutu Gino era Tebituvunaanibwa.
    Disclaimer:
    The Views, Opinions or any Graphics Content, Body Language & Expressions in this Program are those of the Producers and /or the Persons Appearing on the Program and do not Necessarily Reflect the Views & Opinions of TMOfficial & M.i.S.O and all its Graphics Editors.
    CREDITS
    Host & Editor
    Hon. Kankaka Peter Emmanuel
    Author & Analyst:
    Mr. Joseph Tamale Mirundi
    Social Media Promotions:
    Miss Namasinga Maria Gorreth
    Investigations:
    M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
    Screen Writer:
    Miss. Namasinga Gorreth
    Camera:
    Kankaka Peter / Amazing Maria/Team
    TMO-M.i.S.O CREW
    M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
    Voice Overs
    Amazing Maria
    Kankaka Peter
    MEDIA CHOICE M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
    Special Thanks:
    My Country-Uganda
    Infraction-Free Music CZcams Channel
    Guest Analyst(s)
    ABS TV, Kawaala
    Mary Celeste by Kevin MacLeod is licensed under a Creative Commons Attribution 4.0 license. creativecommons.org/licenses/...
    Source: incompetech.com/music/royalty-...
    Artist: incompetech.com/

Komentáře • 123

  • @dajoliemakutano4914
    @dajoliemakutano4914 Před měsícem +27

    Ayi mukama Katonda 😭
    Kankaka otuuse ewomwami Magala😭. Baambi, tuyambe tomusa. Tomulyaamu olukwe.

  • @fredsengendo8164
    @fredsengendo8164 Před měsícem +12

    Muganda wange Magala, wegendereze nnyo ebibuuzo bya banna mawulire. Abasinga sibalungi

  • @user-lq2fb8ow4f
    @user-lq2fb8ow4f Před měsícem +9

    I pray that Mw.Magala should be given a role as a consultant on Buganda traditional affairs and history . He is a living computer .

  • @kirabokarabo8260
    @kirabokarabo8260 Před měsícem +3

    Muzeeyi Magala walyoka notasoma, kuba ago amagezi golina bwewaligagaseeko okusoma ,obwongo bwaliyononese . Oli mugezi nnyo era big up💪💪💪

  • @user-fz6qd9ee3n
    @user-fz6qd9ee3n Před měsícem +8

    Muzeyi Magala, tukusaba obele ku Bizontooooo comedy kwoka for interviews

  • @nakyeyuneprossy801
    @nakyeyuneprossy801 Před 29 dny +5

    Kankaka vva ku muzeia Magala, gwe ayogeera ku bwakabaka gwosembezza, bambi Mr magala wegenderezza nyoooooo, omusajja oyo bambi🙏🙏🙏

    • @Ahmedajmmy5876
      @Ahmedajmmy5876 Před 29 dny +1

      MPuliira nga presenter kakutamya ne show kaffa content musajja wattu musa matiiga

  • @robinahnalubega6407
    @robinahnalubega6407 Před měsícem +8

    Vva ku Mzee Magala musajjagwe

  • @user-qo2cn6lg8o
    @user-qo2cn6lg8o Před měsícem +7

    Mzeei Magala oyo guy nga alinga ayagala olukusulamu taata wange mukwano

  • @nishaimisskampalamugisha4772
    @nishaimisskampalamugisha4772 Před měsícem +2

    Mr magara thank u so much 🙏🙏🙏🙏

  • @potentmanagers320
    @potentmanagers320 Před 26 dny +1

    This interviewer has a hidden agenda, but fortunately Mr Magara is intelligent

  • @sharifnsubuga922
    @sharifnsubuga922 Před měsícem +6

    Oyo kankaka yekweka lwaki ayagala kussa Magala . Nga sserwangya teyekweka

  • @andrewkalule5163
    @andrewkalule5163 Před měsícem +7

    Mzee magala wegendereze nnyoo kankaka musajja muli wa nkwe

    • @user-lv9el1tb6w
      @user-lv9el1tb6w Před měsícem +1

      Magala awede mayega ne museveni bamwagala nga muffu lwansonga nti muganda

  • @katumbabruno7310
    @katumbabruno7310 Před měsícem +4

    Everytime I see u with kakaka I get worried, remember nadulis son

  • @SurprisedAzaleaFlower-dj3sv

    Thanks so much mze for teaching

  • @trudynaki4146
    @trudynaki4146 Před měsícem +4

    Muzeeyi magala plz ssi buli omu nti oyina omuwa interview nze onyumira oli ne ssabazonto

  • @TinahNakibuuka-vj7kj
    @TinahNakibuuka-vj7kj Před měsícem +1

    I have enjoyed many shows, this has been very educative. Thank you Kankaka

  • @user-dw8hj2is1d
    @user-dw8hj2is1d Před měsícem +2

    Thanks mr.magala

  • @trinitycrecy1663
    @trinitycrecy1663 Před měsícem

    Woow. What a great analysis. First i thank mr magala as always.his so accurate and protective.
    Mr kankanka thanks for coming.i know u as an excellent Investigative journalist. And i like ur way of interviewing. Ur wise.let us learn from our mistakes and serve our nation straightforward and bold.thanks Mr Magala.we love u always

  • @user-hk4vd3dz7p
    @user-hk4vd3dz7p Před měsícem +3

    Muzeei oyo omujjasa musota aja kuutisa lekerawo okwogeranaye

  • @NakamweguJane-qo6qm
    @NakamweguJane-qo6qm Před měsícem +4

    Muzeyi magala respect

    • @simonpeter4371
      @simonpeter4371 Před měsícem

      Wednesday May 1st 2024
      CANADA
      The Kabaka of Buganda must have both his Basic Fundamental Rights and Freedoms for Buganda as a Political Cultural Leader and for Uganda as a citizen, politician and elected leader leader if he wishes so.

    • @Ahmedajmmy5876
      @Ahmedajmmy5876 Před 29 dny

      Naye gu presenter gunyiiza he ask qns which he knows atte he ask again buuza relevant qns 2mbavu😡😡😡

  • @kikomekomicheal373
    @kikomekomicheal373 Před 27 dny

    Thank you Mr.Magala we have learnt from you alot

  • @user-lt7gw4ok1e
    @user-lt7gw4ok1e Před měsícem +2

    Mzee Magala waliwo byotomanyi ku Mayiga

  • @moamu-1
    @moamu-1 Před 27 dny

    Hm😂this magala didn't go to school but he read about our nature 👍 i wish education system sh'd change we read much about our Africa ❤

  • @LuswabiTumwine
    @LuswabiTumwine Před 28 dny +2

    Omusege gwa kankanka tegwetegede mu camera omanya waliwo ekitali kitufu

  • @moamu-1
    @moamu-1 Před 27 dny

    😂😂😂😂the end mamkes me lough, magala u mean the thief can't deliver a priest?

  • @kyewunearafat3158
    @kyewunearafat3158 Před měsícem

    Thanks for everything

  • @alexmangambanokora
    @alexmangambanokora Před 25 dny

    I love Mzee Magara, is the third person after Kabaka and also Peter Charles 💪💪💪he should be rewarded for his truth about Buganda.
    I wish you went back to school 😂

  • @nakaimahellen2722
    @nakaimahellen2722 Před 28 dny

    Mr Magala we love u

  • @NampijandasonsMargaret-gy6mh

    Allah ajja kutuyamba

  • @user-nr1cm9xu1b
    @user-nr1cm9xu1b Před měsícem +2

    Sabazonto where are u

  • @namugerwajuliet4633
    @namugerwajuliet4633 Před měsícem +3

    Togeza noddayo ewa muzeeyi waffe oyagala okumussa nnyini wesonyiwe omusajja waffe mwamanyiira ntalo zammwe 🙄🙄🙄

  • @kawukironald8841
    @kawukironald8841 Před měsícem +2

    Thanks guys, I wish to watch the first show you made with him, can you please tag me on it?

  • @robertssekitoleko2617
    @robertssekitoleko2617 Před měsícem +1

    Webale nnyo mzee magala

  • @NtaleFredricky
    @NtaleFredricky Před měsícem +1

    Sarcu you sr🤗🤗🤗🤗🤔

  • @Mivule1
    @Mivule1 Před měsícem +3

    Muzeeyi Magala wegendereze nnyo omusajja oyo!

    • @tamalejoseph2460
      @tamalejoseph2460 Před měsícem +1

      Kitufu ny'o yomussajja munafunsi nyo nyo nyo nyo

  • @ssentamuzaidi1454
    @ssentamuzaidi1454 Před měsícem +2

    Twebaza katikiro waffe mayiga olwenkolagana enungi ne government yaffe

  • @musanjegeoffrey9906
    @musanjegeoffrey9906 Před měsícem

    Tweyanziza nyo mzee magala Olwe nsonga ezo

  • @LuswabiTumwine
    @LuswabiTumwine Před 28 dny

    This guy is more informed banange ohhh

  • @user-jt8rw3rg4n
    @user-jt8rw3rg4n Před 29 dny

    Tweyazizza mzee magala but be careful mkn we still need u

  • @nakaimahellen2722
    @nakaimahellen2722 Před 28 dny

    Magalahas knowledge banange

  • @muzorewadennisdennis3693

    Gwanga mujje, Ssabasajja kabaka is missing 😢

  • @INTERPIXFILM
    @INTERPIXFILM Před měsícem +2

    Ono ayagazaaki mzeei magala😢😢😢😢

    • @user-lv9el1tb6w
      @user-lv9el1tb6w Před měsícem +1

      Abo bezira kuwuriza muntu muganda kati bagala kumuta

    • @ireneshakira7577
      @ireneshakira7577 Před 29 dny

      Yee mzee magala akiriza waki?🤔🤔🤔🤔

  • @godwinsenteza9836
    @godwinsenteza9836 Před měsícem +2

    Muzeyi tukyakwagala neye ogwomukutu gyolaze guliko ekivomo

  • @MaamaAyatuh
    @MaamaAyatuh Před 29 dny

    Kituufu Mr magala kyayogera😂

  • @moamu-1
    @moamu-1 Před 27 dny

    Sometimes me i dream in English 🤔

  • @katumbabruno7310
    @katumbabruno7310 Před měsícem +2

    Muzeyi magara weretende kakaka tunaluwulira

  • @nakatoregina1267
    @nakatoregina1267 Před měsícem +1

    Haaaaaa!!!!naye banangeeeee sabazonto where are you???? Kankaka tumwerarikiridde ku mzee mbagala taasa embeera eeeeeeeeeeeee hooooooo onowulira

  • @eddienduggataatashanitah8165
    @eddienduggataatashanitah8165 Před měsícem +1

    Wabula Kankaka Peter ate awomesezza programme yebyafaayo mwattu Kubanga ali informed naddala ku side ya History.
    lwakuba agezezaako nnyo okutomezza Muzeeyi ebifunvu Kyoka Maggala mugezzi Byesiraba nga

    • @CandyBlossom355
      @CandyBlossom355 Před měsícem

      Yes kankaka peter yasobola programme eno naye nga history ono siye sawa eno

  • @bukenya93
    @bukenya93 Před 23 dny

    Walayi natambulanga naawe

  • @user-vs7kk2bk9g
    @user-vs7kk2bk9g Před měsícem

    Whether we like it or not Buganda is here to stay and will rise and shine again! Buganda erina enfuga ya mirindi ebbiri, esooka Olusse lwa Ttonda, Kakulukuku, ow'Olugave, ngali wamu ne Kintu bebasanyo olusse Ttonda era ne batuyingiza olusse lwa Lubaale omwana wa Ttonda Bukulu Kimala Empaka, n'olw'ensonga eyo kiri eri Baganda okuddayo mu lusse lwanTtonda oba okusigala mu lusse lwa Lubaale

  • @user-vw5oy4tu5v
    @user-vw5oy4tu5v Před 28 dny

    Webale nyo Mzei Magala.

  • @MaamaAyatuh
    @MaamaAyatuh Před 29 dny

    😭😭😭mutuwe Kabaka waffe mubitibwe

  • @Turyahi
    @Turyahi Před 27 dny

    Kankaka, Va Ku Buganda, Abaganda ne ensonga za Buganda

  • @bashemeraenock9096
    @bashemeraenock9096 Před měsícem

    Ekigambo buganda kyaavaawa?

  • @jouniorjuniors7478
    @jouniorjuniors7478 Před měsícem +5

    It is so funny that Mr. Magala is pronouncing these words collectively and you pretend to be very smart by saying it wrong! We understand, don't try to put him down, and that's wrong as the hosting person , nolwekyo totusiliwalirako
    If it wasn't Him , I don't watch you bcz.....

  • @ddungurobinah3797
    @ddungurobinah3797 Před 13 dny

    Kankaka Ssebo Katikiro siye secretary wa Kabaka era oba obade tokimanyi Ssabasajja office ze ziri Kireka era ebaluwa za Ssabasajja tezitukira Mengo mu office ya Katikiro kula oyogere ebizimba abantu.

  • @kikomekomicheal373
    @kikomekomicheal373 Před 27 dny

    Oli mumanyi nyo mzeyi magala

  • @user-ui9mj2lw3v
    @user-ui9mj2lw3v Před měsícem

    Tugume

  • @Carolinaprossy-ms1mn
    @Carolinaprossy-ms1mn Před měsícem

    Ssabassajja yatugamba talina buyinza

  • @KazibweGodfrey-ty1jn
    @KazibweGodfrey-ty1jn Před měsícem

    Atuvile Tukoye Oyo omuyayewo

  • @hellennakitto3154
    @hellennakitto3154 Před měsícem

    Ono. Omuzeyi. Nsaba. Mukama. Musisinkaneko

  • @drmuddusl5834
    @drmuddusl5834 Před 27 dny

    Okusinziira ku bwe muyisizza Mayega ate ne bwe bayisaamu Walusimbi kati teri muntu mutegeevu yeyagaliza bwa katikkiro. Mujja kufuna ba kiwekete ate abagenda okutemulwa ngs beefuula abateetaga bukuumi.

  • @Turyahi
    @Turyahi Před 27 dny

    Kankaka Va ku Buganda na Abaganda ne ensonga za Buganda

  • @nsubugahenry6583
    @nsubugahenry6583 Před měsícem

    Muzeeyi Alinde sign ya munywanyiwe MAYIGA, simaze nayo video ye bwaba alinda mukono gwa mayiga

  • @user-ev8tx4cv1g
    @user-ev8tx4cv1g Před měsícem

    U

  • @hellennakitto3154
    @hellennakitto3154 Před měsícem

    Mubutufu. Banji. Bakola. Ebikyayisa. Obuganda

  • @hellennakitto3154
    @hellennakitto3154 Před měsícem +3

    Omutima. Gumenyese. Kankaka. Tatutila. Muzei

  • @DonSamSebbaale
    @DonSamSebbaale Před měsícem

    Magara oyo omutegedde ate onsanyusizza nyo

  • @user-lv9el1tb6w
    @user-lv9el1tb6w Před měsícem

    Kati mr magala muveyo mulwanire obuganda kuba bugwawo mulaba mutunula museveni atusensede atunazewo

  • @SseguyaAbbe
    @SseguyaAbbe Před 29 dny

    Mwebale sebo

  • @Carolinaprossy-ms1mn
    @Carolinaprossy-ms1mn Před měsícem

    Alekulile

  • @hellennakitto3154
    @hellennakitto3154 Před měsícem

    Nze. Nkitegela. Katikilo. Byawakanya. Government. Mengo. Eba. Ewedde. Ate. Bwaba. Kuludda. Lwa. Abantu. Government. Emulwanyisa

  • @easytraveller256
    @easytraveller256 Před měsícem

    Mzee magala nze ndi muna bulemezi muno era namela nalinya lwantale girls naye telyazimbibwa mu 1923 wabula 1903

  • @ddungurobinah3797
    @ddungurobinah3797 Před 13 dny

    Muzeyi Magala sigaza ekitibwakyo togenda nabanamawulire ngabo abobwongo obutono mukwano ono omusajja alina byanonya

  • @ssentamuzaidi1454
    @ssentamuzaidi1454 Před měsícem

    Wangala nyo katikiro waffe mayiga omubwatiiiiii Amiina yarabi

  • @buwembojulius911
    @buwembojulius911 Před měsícem

    Weddira Kinyomo Naye gwe asinga okulwanyisa Obuganda. Nze abantu bansobera mwerimbika mu Baganda nga temuli nabaganda

  • @tarahwayz9490
    @tarahwayz9490 Před měsícem

    Mayiga munyarwanda si muna uganda

    • @luwagachristopher138
      @luwagachristopher138 Před měsícem +2

      Awo tunenya Kabaka okulonda Omunyarwanda,Oba yamala gamulonda nga tamaze nakunonyeleza kw'ani gw'alonze?

  • @hellennakitto3154
    @hellennakitto3154 Před měsícem

    Amazima. Agaluma. Gegano. 😅😅😅

  • @user-cb1ob1mc6c
    @user-cb1ob1mc6c Před měsícem

    Nze kyentegedde tulina kufuna government nga eyagala obuganda ne Uganda , Obuganda bulyooke buteleere

  • @ssenindemuhammed1082
    @ssenindemuhammed1082 Před měsícem

    Kale ono bulikyaayigera olaba nga oliwo kulwaanisa katikiro. Mayiga ye katikiro akyaasinze okola ebilungi naye noosasira

  • @Turyahi
    @Turyahi Před 27 dny

    Kankaka Va Ku Buganda na Abaganda

  • @hellennakitto3154
    @hellennakitto3154 Před měsícem

    Nze. Bino. Bunkwasa. Enakku. Binkabya

  • @ryne6038
    @ryne6038 Před 25 dny

    Kajanbo

  • @godwinsenteza9836
    @godwinsenteza9836 Před měsícem

    Owaye nti alinga alaama ssebo Kankakaka butyo bwolaama?hee

  • @user-zv1sc8sx6m
    @user-zv1sc8sx6m Před měsícem

    Ssebo journalist funa omukamya,kola research wakati wa mateeka ga uganda anogoberera agakolebwa. Kiswaza media chioce television okwogera swakaba olwebutamanya.

  • @tarahwayz9490
    @tarahwayz9490 Před měsícem

    Kakati sebo abantu baqucka mayiga Museven bwe ya muwa plan eyo kujawo obuganda no bwakabaka yali Alina okudayo nakozesa omubejja Ndagire amagezi geyakozesa ne kirara Mayiga yali yakafuna omulimu nga Alina okumatiza mukama we ntino e kola bamwesiga bulungi asobole okutukiriza emirimu gya mukama we Museven era ye Mayiga yajira ku mission nga Museven amutumwe okusanyawo obuganda mpozi ne kilala gwe bakwetira mukituli yaba omubi Mayiga mubi

  • @mikesebastian825
    @mikesebastian825 Před měsícem

    GWE KISAJJA GWE KI KANKAKA OBELA MUGABOOZI AGAWALAMPA . OYAGALA KUMANYILA BUKULEMBEZE TUKUMANYI .

  • @Budenip
    @Budenip Před měsícem +1

    Katikiro ye kamala byona wa buganda era buli ekikolebwa yakwatibwako

  • @changedman2238
    @changedman2238 Před 28 dny

    Kiwalabye male gwoba oleeta,Kubanga yamanyi engeri jebatunze etakka nokulibba

  • @ddungurobinah3797
    @ddungurobinah3797 Před 13 dny

    Munamawulire Muzeyi Magala reasons better than you dear haha

  • @user-lv9el1tb6w
    @user-lv9el1tb6w Před měsícem

    Ssebo noyo ogenze kumubega omute anti naye muganda omanyi mwe mwezira muganda kati nsubira bakutumye wabura kankaka wewumeko

  • @floh6612
    @floh6612 Před měsícem +1

    Kankaka torya olukwe mr magala

  • @susangulobaseera5543
    @susangulobaseera5543 Před měsícem

    KATI. MAYIGA. OMUNYARWANDA. NE MUSEVEN. BALINA. NJAWULO. KI?

  • @barbarangobi6542
    @barbarangobi6542 Před měsícem

    Sebbo yre lying

  • @joantheokabuye6517
    @joantheokabuye6517 Před 25 dny

    Isn't that interviewer the one implicated in Jakana's case? Owomukwano Omulunji Magala, ogamba nyo nti oli mutitiza, okolaki awo? Duka totunula mabega mukwano gwa

  • @KazibweGodfrey-ty1jn
    @KazibweGodfrey-ty1jn Před měsícem

    Oyo katiro mubi nyo kuba yomu eyafutyanka ekikakyafe eye Nyonyi Nakinsige gwe ssebo Magala

  • @jouniorjuniors7478
    @jouniorjuniors7478 Před měsícem +1

    You're very abrupt. Please let the man talk

  • @67Z79
    @67Z79 Před měsícem +1

    Kankaka bwooba oyagala kudayo ewammwe ekooki, tambula otuviire. Muwoza mbu mwagala kudayo, neye temugenda. Mwetolorera mu Buganda

  • @Carolinaprossy-ms1mn
    @Carolinaprossy-ms1mn Před měsícem

    Nawe magala gwe omu kwabo bamuseven

  • @DonSamSebbaale
    @DonSamSebbaale Před měsícem

    Kanka ntidemuko tomuryamu orukwe naye ekituffu omuntu bwaba muramu tumusime katikiro webare kukora taata naye ekitufu kabaka arirudawa,