Kituufu metulooni ayagala kutta mugole ? | Unveiled Experience

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 2. 04. 2024

Komentáře • 231

  • @nasunajennifer1120
    @nasunajennifer1120 Před 2 měsíci +31

    Oyo mr bugembe alina omukazi omulala yakola ebyo si metron munonyereze bulungi muja kuzula ekitufu

  • @KawumaEddiek
    @KawumaEddiek Před 2 měsíci +14

    Metron tayina buzibu kuba naye muwulidde byayogedde bano banonye abatawanya bave ku metron😢😢😢😢

  • @tumwebazecarlos5047
    @tumwebazecarlos5047 Před 2 měsíci +23

    First DNA on those kids, secondary the relationship a lady is having with her family, thirdly check those people's phones otherwise mujakunenya metron nga katemba Ali Makati wabugembe ne family yomukazi

    • @NAKISUYIREBECCA
      @NAKISUYIREBECCA Před 2 měsíci +3

      Okitegela coz both the couple are laughing at the metron nti mwavu. Ate metron mufumbo and ekyokusatu omukazi eyawa mukyala bugembe olugambo nti she slept with bugembe naye bamutunuze mukamera abyogele.

    • @mutiibwarebecca2483
      @mutiibwarebecca2483 Před 2 měsíci +1

      True ekikazi kiyaaye kibuza buza nfa yakyo.

    • @shamimbukenya7139
      @shamimbukenya7139 Před 2 měsíci

      Very true DNA needed

    • @rahyuha8558
      @rahyuha8558 Před 2 měsíci

      I agree kimu ku kikumi.

    • @naluwuggenoreenfaith6716
      @naluwuggenoreenfaith6716 Před měsícem

      kituffu nnyo

  • @suzanrashidah9471
    @suzanrashidah9471 Před 2 měsíci +18

    The man needs to be investigated coz some men act innocent and loving but behind they can have deadly plans for there wives

  • @thedephinez5586
    @thedephinez5586 Před 2 měsíci +14

    Wabula temututama , the issue is simple , the one who told the lady that metron slept with her husband is the one behind all this 😮😮 that metron is innocent 100% temumwasamila 😮😮

  • @favour-3535
    @favour-3535 Před 2 měsíci +12

    Let them check calls and messages of the deceased phone , they will get all the information

  • @nracheal4135
    @nracheal4135 Před 2 měsíci +7

    Naye ekintu kino mukiwunzikidde wamu wokka...there are many what if's here🤔....God protect the family bambi

  • @sophianamara
    @sophianamara Před 2 měsíci +15

    I Think mertron she is innocent bambi

  • @hayatnamata4544
    @hayatnamata4544 Před 2 měsíci +3

    Mertron she's innocent Bambi 🥺 wabula okuwayiliza mutanabantu abatalina misanga nze nga bwempulide mertron she's innocent 😢

  • @fifi3006
    @fifi3006 Před 2 měsíci +18

    Focus mugitadde wa metron yekka. Nze i have afeeling omwami alina omukyala omulala ela yakola bino byonna. Wabula besibye wa metron. Omwami gyeyali asuze , so ssi wa taata we. Ate ela obulumbaganyi yabukola amanyi omwami taliiyo. Mw. Mutebi pse look at this thing logically

  • @tumwebazecarlos5047
    @tumwebazecarlos5047 Před 2 měsíci +14

    Bugembe yandiba ngayina kyamanyi muvekumukazi

    • @fridahhanat8388
      @fridahhanat8388 Před 2 měsíci

      Lelo mwe mulabika abakazi beyuganda mubabulamu.nga yegombye omusajja wo nakuwalana newaba ayina ewuwe.watakuloga wabamu omutima omutemu ebyo abikola.tusembembeza😢

  • @MuhumuzaJavis
    @MuhumuzaJavis Před 21 dnem

    Kyoka sitan alina etima bambi beautiful couple bambi 😢 kyoka bezinye bambi mugendeko ewa pastor kayanja

  • @josephineaaca2373
    @josephineaaca2373 Před 2 měsíci +2

    Whoever called the mugole to tell her that metron and her husband slept together.. should be the starting point.. she knows the truth.. the assailants used her to confuse the truth

  • @ssengamutosarahk9127
    @ssengamutosarahk9127 Před 2 měsíci +2

    Metron z innocent bantumwe mutunulire ku family nayo balitebabagala bulungi mukyalawo yetereeze naye alabika simuntu mulungi eri abantu, mwetegerezensonga

  • @namusokereginah5504
    @namusokereginah5504 Před 2 měsíci +7

    Bambi omusajja mukakamu 😂😂ate bikwatagana nebya Metron teyava ku boda nga anonye bag 🛍️

  • @mutiibwarebecca2483
    @mutiibwarebecca2483 Před 2 měsíci +4

    Metron bamufudde buffuuzi kiso kyambuzi omukyaala n'omwami okubuzaza ani akikola naye, Mr Bugembe amanyi exactly who is doing it. Oba omukazi alina abasajja abamubanja abaana. Metron is innocent kati bamumanyiira mbu abegomba gcya.

    • @user-xe3kz3cn5c
      @user-xe3kz3cn5c Před 2 měsíci +1

      Okitegera otya mwanagwe nzenange wendaba

    • @haulahnaks5959
      @haulahnaks5959 Před 2 měsíci +1

      Bambi metron mukazi wattu but Allah is in control of everything

    • @rahyuha8558
      @rahyuha8558 Před 2 měsíci +1

      Kino ki story kiyiye. That's why they are pinning the matron with unfounded allegations.

  • @Ashiley274
    @Ashiley274 Před 2 měsíci +4

    Bisiru😢 cz if the man loves the metron lwakyi aba ayogela bwatyo

  • @namusokereginah5504
    @namusokereginah5504 Před 2 měsíci +1

    Perfect 👍 defence ✍️kulwaki tebanonya mikwano jomuffu,bazaddebe, jeyari akolera wamu nomukazi jakolera ku saloon wamu nomusajja nga yakwanayo ✍️✍️✍️✍️ points from me oba abamuguza ekifo

  • @mildrednazziwa6045
    @mildrednazziwa6045 Před 2 měsíci +3

    Metron is out of this issue. Why did the lady not use one of her sisters as Metron??? Why did the family not participate at the kakwajula fully???
    The haters are from them both, either the wife or husband.

  • @mutuwasylivia5998
    @mutuwasylivia5998 Před 2 měsíci +2

    Naye camera ezo okwetolola enyumba yona zaaki,mukebere ani gyeyalaba nga ajja mumaka okwokya enyumba😢

  • @MuhumuzaJavis
    @MuhumuzaJavis Před 21 dnem

    Metron shes innocent bambi 😢 naba family yoomukazi lwaki bali tebagala kubuza na bako oba omusaja yasoka kuganzako owoluganda😢😢

  • @nakalemaaisha4414
    @nakalemaaisha4414 Před 2 měsíci +7

    According to what she has explained and everything metron might be innocent,1 that guy eyamuffumita she didnt explain it perfectly as you know guys in uganda nadara abavubuka bayina effujo oba olyawo bweyamubuzza nti lwaki ogobelera bayombamu mukuyisiganya ebisonvu omuvubuka nayagara okulwana kwekujayo akambe,tele mutemu akulumbira mulujjudde unless nga wa mundu era abera ne target 2 ndabye camera! If i may ask what is the use of camera and eventhou obudomola bwajja era bufuffunyala where is the evidence?let them check comera and see who attacked them and also mu uganda amasanyalazze gokya bulijjo ebintu

    • @user-cl1lt5oo5i
      @user-cl1lt5oo5i Před 2 měsíci +1

      💯💯💯👌👌exactly thank you

    • @joseztwinscooking539
      @joseztwinscooking539 Před 2 měsíci +1

      And if the cameras were off that day it means the man knows everything.

  • @user-io4sd6ui9q
    @user-io4sd6ui9q Před 2 měsíci +4

    Salon zabakazi nazo tezigwamu bibozibozi byangambo

  • @dennisoo587
    @dennisoo587 Před 2 měsíci +1

    This is a very easy case to look into..all in the inner circle starting from the Man's work place and friends..

  • @agneskibumba9385
    @agneskibumba9385 Před 18 dny +1

    Check all their phones. Bugembe , wife, metron.

  • @user-lv8ng8hv6h
    @user-lv8ng8hv6h Před 2 měsíci +2

    Nange ndimabegga wa difensi metuloni yandiba nga kyekwaso nga ate ensogga ndara nnyo

  • @biirasaidat-vr6fi
    @biirasaidat-vr6fi Před 2 měsíci +5

    Zabuli 127 mukama bwatakuma kibuuga abakuumi batenganira bwerere

  • @hayatnamata4544
    @hayatnamata4544 Před 2 měsíci +1

    Mertron mwekwasa wabwerere mwemwenyini mulina empalana zamwe maybe mu bussiness temwekwasa mertron

  • @user-hv4ov3gc3h
    @user-hv4ov3gc3h Před 3 dny

    Oyo Mr Bugembe alabika oyina omukyara omurara kirabika akoragana ne metron batuse ku mukyala Oyo obuzibu

  • @user-ry9yq7bd8k
    @user-ry9yq7bd8k Před 2 měsíci +5

    Bugembe ono alabika yakutula deal banne nabayitamu😂...andabikide nga omuyaye

    • @mutiibwarebecca2483
      @mutiibwarebecca2483 Před 2 měsíci

      Kituufu Bugembe alina beyabba abawolera egwanga

    • @mutiibwarebecca2483
      @mutiibwarebecca2483 Před 2 měsíci

      Omuzira naye bamukwate

    • @mutiibwarebecca2483
      @mutiibwarebecca2483 Před 2 měsíci

      Have you noticed how Bugembe's phones are ever off in the times of trouble? Abeela asuze wa taata nga ezichargingira wa jjajja. Bugembe you know what's going on bewabba bajja kusanyaawo ne family yo. Sasula ebbanja kimanye banjja lyamwenge liggwa namwenge.

    • @blessedvicky2484
      @blessedvicky2484 Před 2 měsíci

      You read my mind

  • @user-bv5wj1us2l
    @user-bv5wj1us2l Před 2 měsíci +5

    But in this channel no likes😅

  • @nabukenyamayi6920
    @nabukenyamayi6920 Před 2 měsíci +1

    Mukulu Bugembe okola mulimukyi

  • @JamirahJuyce
    @JamirahJuyce Před 2 měsíci +2

    Naye metron talina busobuzi naye kirabika waliwo ekili emabenga ate eraba mwesibye ku metron oli ngenda maso nkubatigomye😢😢 just be careful

  • @nakawukihadijjah8420
    @nakawukihadijjah8420 Před 2 měsíci +2

    Kwezo zona camera zendabye kyemugamba tezikola mukebere footage ate muwulirize ebigambo omusajja byayogede mbu bweyali ajizimba abantu bamugamba mbu munyumba agenda kutekamu omukazi omulala so ono omukazi alabika alina abamuwalana abalala

  • @user-en1xi8uh2x
    @user-en1xi8uh2x Před 2 měsíci +1

    During the time of building the man might have promised that house to another woman so she wants her promise to be fulfilled

  • @user-kb8ur3de6y
    @user-kb8ur3de6y Před 2 měsíci +2

    Naye musajja gwe olinga mukazzi wo
    Lwaki owayiriza metron dala lwaki temunonyereza bulungi

  • @user-bv5wj1us2l
    @user-bv5wj1us2l Před 2 měsíci +3

    Bambi sorry about that, but remember to put God fast before afande.

  • @hayatnamata4544
    @hayatnamata4544 Před 2 měsíci +1

    Mukazi munange gwewenyini aloopa okusinzila kunjogelayo neya mertron gwekizibu

  • @mutiibwarebecca2483
    @mutiibwarebecca2483 Před 2 měsíci +1

    Can this woman and her husband first explain why her family doesn't like Bugembe? Is there something hidden behind closed doors? Mutubulire mulyooke musinikire ebinnyo kumunamwe. Bugembe you know the truth and hiding it in metron will only kubuzabuza bujjulizi, but not save the situation. Abakunoonya obamanyi.

  • @rahyuha8558
    @rahyuha8558 Před 2 měsíci

    The wife of Bugembe yali okukola obusolosolo. Let them track her simcard.

  • @soomiasoon2559
    @soomiasoon2559 Před 2 měsíci +1

    Metuloni mumuveko mukazi bukazi nze mpakana

  • @user-kl9mz9zx1g
    @user-kl9mz9zx1g Před měsícem

    Naye kyendabye mukoleddenyo kungambo.Ate jokoma okwagala olugambo nga nabalukuwa bakwetanira

  • @hayatnamata4544
    @hayatnamata4544 Před 2 měsíci

    Gwesebo kawasa olina omukazi omulala toyagala kubyogela ela jewasula amazima mugamanyi wabula mwekwasa mertron mukazi watu mwetereeze ekituufu mukimanyi mwogele amazima omusajja Oyo atekwa okuba nga alinayo omukazi nga yakola ebyo muleke kwekwasa mertron please 🙌🙌🙌🙌

  • @user-io4sd6ui9q
    @user-io4sd6ui9q Před 2 měsíci +2

    Lwaki temukebera kuzi camera nemulaba footage kuba ndabawo zi camera,mufune nomukumi we mundu owe kitongole ekikumi kya security,😮

  • @user-en1xi8uh2x
    @user-en1xi8uh2x Před 2 měsíci +1

    Abakazi bangi abayinza okubanga begwanyiza bugembe

  • @Brosy-gx8ee
    @Brosy-gx8ee Před 2 měsíci +1

    Naye,nga,kiki,ddala,ensi,eno,banange😢😢😢😢😢

  • @nankusulillian1611
    @nankusulillian1611 Před 2 měsíci +1

    Mwembi omwami nomukyala mulina abalabe
    Era either omukyala alinayo boyfriend era nomwami alina yo omukyala.
    Olowoza emikolo gyamwe gyasanyusa buli omu

  • @ProssyNakawungu
    @ProssyNakawungu Před 2 měsíci +1

    Nze ndaba metron muwayiliza wabwelele 😢 there is something behind even people of villages have words banange ohh nze mbatya

  • @annetbagaaya6015
    @annetbagaaya6015 Před 2 měsíci +1

    Naye oyo metulooni wakako talabika kuna nabusobozi obulumba amaka emirundi egi gyona. Mama sente ngazijjawa.

  • @nabukenyamayi6920
    @nabukenyamayi6920 Před 2 měsíci

    Eyakubira omukyala nga amugamba omwamiwe nga bweyasuziza bamunonyelezeko ekyigendererwakye wandibawo okubuzabuza.

  • @biirasaidat-vr6fi
    @biirasaidat-vr6fi Před 2 měsíci +3

    Wamma togenda wamwe naye saba katonda annakuwaguza

  • @NakayondoCatherine-mr7rc
    @NakayondoCatherine-mr7rc Před 2 měsíci +2

    Wabula ensi eno agantu gayinza okukwesibako ate ekyo ekikazi kilabika kyesoma mbu balina sente ndowoza omuntu nebwakigambako kilowoza bakiwalanira sente zakyo, wesonyiwe muno kuba tolina bukakafu mbu yakutambulirako mukazi watu alabye namwe. Omuntu without proof oteeka otya erinya lya muno mukintu ekinene bwekityo?!

    • @mutiibwarebecca2483
      @mutiibwarebecca2483 Před 2 měsíci +1

      Bi malaaya

    • @blessedvicky2484
      @blessedvicky2484 Před 2 měsíci

      Waliwo abakazi abalina akajanja nze nange ndaba omukazi ono alaba nga ye eyakikuba mbu balina sente

    • @annntambi6924
      @annntambi6924 Před 2 měsíci

      Okitegeera???? Omukazi bamwesibideko bwerere ka maama

  • @user-fm9on6fh5h
    @user-fm9on6fh5h Před 2 měsíci

    God is the best protecter in all

  • @jaymariam2777
    @jaymariam2777 Před 2 měsíci

    What i have noticed with my small brain, the only person to be investigated on is the man….. notice his statement “he went to Ggomba to take his dad’s medicine”👌
    The question is 👉🏾 how did metron know that this man was going to Ggomba” and immediately metron attack the family 🤔This man is evil
    There is something wrong behind this

  • @ZainahJamba
    @ZainahJamba Před 28 dny

    Obuzibu buva ku family ya mugole metron bamwesonyiwe

  • @hashgrid
    @hashgrid Před 2 měsíci +1

    Omukazzi ono alina olugambo pro max hooo kubanga metron talina kunyumya nabantu hmmmm kale omanyiira😂😂

  • @user-np2dz1jj4m
    @user-np2dz1jj4m Před 2 měsíci +1

    Mbungava bweru yali agenze kolelagwa Nonsense

  • @ruthyawe-un2zm
    @ruthyawe-un2zm Před 2 měsíci +2

    Metron warned u,lwabusungu kumusibisa nga is innocent bambi

    • @mutiibwarebecca2483
      @mutiibwarebecca2483 Před 2 měsíci

      Kano akasajja kalina bekakutula nabo deal nekabayitamu, bebabikola

    • @ruthyawe-un2zm
      @ruthyawe-un2zm Před 2 měsíci

      @mutiibwarebecca2483 nze ndowoza family yomukazi,tebagaliza oba kukyalo waliwo atabagaliza ate might b avery friend to the lady

  • @gloriahonest5668
    @gloriahonest5668 Před 2 měsíci +1

    Mukama atusasiiree

  • @rahyuha8558
    @rahyuha8558 Před 2 měsíci

    Lwaki omukazzi mwenyini siyeyakubira abewaka okumuletera emere. Gwe Bugembe omukazzi yali okutegeka.

  • @nakalemamadina-ct7hf
    @nakalemamadina-ct7hf Před 2 měsíci +3

    Musoke mugobbe abakozi bemulina bbona

  • @biirasaidat-vr6fi
    @biirasaidat-vr6fi Před 2 měsíci +2

    Mukama ali wamu namwe

  • @KutosiPhillip
    @KutosiPhillip Před 2 měsíci +5

    Metulooni ntalina buzibu mumuwayiliza okusizila mubyayogela naye mukama yamanyi

  • @dennisoo587
    @dennisoo587 Před 2 měsíci +2

    🤔🤔🤔🤔 having a phone inside the police cell 🤔🤔🤔... SB4 and Muzee should come in here 🤣🤣🤣

    • @user-namirimu
      @user-namirimu Před 2 měsíci

      Talk about it naye bano abantu

    • @rahyuha8558
      @rahyuha8558 Před 2 měsíci

      And the reporter didn't ask for the audio but just said matron muzibu. Nze bwengambira nti kibozi kipange.

  • @lugejjafatina5960
    @lugejjafatina5960 Před 2 měsíci

    Allah akutase bambi

  • @kalibalasylivia3416
    @kalibalasylivia3416 Před 2 měsíci +1

    Naye kino ekisajja ekikulu kilumiriza metron kilinga this is unprofessional

  • @nayebareImmy-yv3ij
    @nayebareImmy-yv3ij Před 2 měsíci

    Bugembe ayina omukazi omulala period, kyinyabo 😢😢
    Abasajja mwedeko bambi

  • @amal56amal
    @amal56amal Před 2 měsíci +1

    Omokazi aliina okwelwaku

  • @user-nc8qp1qn8l
    @user-nc8qp1qn8l Před 2 měsíci +1

    Mukama akuwe obukumi

  • @nayigamariam2310
    @nayigamariam2310 Před 2 měsíci

    Banange Uganda ekalubye 😢😢😢😢

  • @julianndugwa5213
    @julianndugwa5213 Před 2 měsíci +2

    Wakubira omwami akubire abewaka bakuletere emmere, lwaki gwe tewabakubira direct okusinga okutuma omusajja?

    • @KiyimbaMaryDaphine-jn7bp
      @KiyimbaMaryDaphine-jn7bp Před 2 měsíci +1

      I was looking for this comment 😂😂😂😂

    • @user-namirimu
      @user-namirimu Před 2 měsíci +1

      Talk about it anti love ebaluma gaciya

    • @rahyuha8558
      @rahyuha8558 Před 2 měsíci

      Nze gamba omukazi yaali mulukwe. Yakubira omwami amutegeke kubyeyali epanze.

  • @user-en1xi8uh2x
    @user-en1xi8uh2x Před 2 měsíci

    All the time they come when the man is not there which means there is some connections who tells the mutemu that bugembe is not in the house

    • @rahyuha8558
      @rahyuha8558 Před 2 měsíci

      It's Bugembe's wife. There's away they are thinking she a victim. She knows everything. Why would someone who is married with kids want another woman's man so bad that she would even want to kill for him. The allegations don't make any sense.

  • @ruthyawe-un2zm
    @ruthyawe-un2zm Před 2 měsíci

    Oba abasiramu bomuzikiti,tebabagalawo

  • @fridahhanat8388
    @fridahhanat8388 Před 2 měsíci

    Eyo mpalana nakusinga

  • @PeerLinkInitiativeUganda
    @PeerLinkInitiativeUganda Před 2 měsíci +1

    Munonyereze nekubakozi bomunyumba. Mucheckinge esiimu zabwe

  • @ssengamutosarahk9127
    @ssengamutosarahk9127 Před 2 měsíci

    Bantumwe mwesibye ku metron omulabe wayitira kati okukola ebikyaamu muzukuke plizzzz

  • @jenniferajambo4408
    @jenniferajambo4408 Před 2 měsíci

    Metoo where are you? But how u chose some one u don't know

  • @hellennakitto3154
    @hellennakitto3154 Před 2 měsíci

    Bambi. Galina. Love

  • @fridahhanat8388
    @fridahhanat8388 Před 2 měsíci

    Kitufu nyoooo nze abakazi nampalana lwabagamba nti ndi bulunji.nokuloga baloga,ate befula bakwano bafe NGA nemunju bajja

  • @Mukasapeter251
    @Mukasapeter251 Před 2 měsíci +1

    Babagamba Okuteekawo Cameras katisinga 12:03 oyo bamukute😮

    • @rahyuha8558
      @rahyuha8558 Před 2 měsíci

      Balina camera nga makumi ability, tewazirabye?

  • @irenenamakhonje
    @irenenamakhonje Před 2 měsíci

    Mukulu bugembe alinomukazi omulala alwanyisa family. Ayogele amazima. Kubela metroni kyizibu👁️👁️

  • @rahyuha8558
    @rahyuha8558 Před 2 měsíci

    But why is the reporter not following up the key allegations like, the person claimed who was in the police cells. Also atleast play for us the audio? What i have realized kino kibozi bozi made up by Salt TV. Do people remember the ABS kalondozi? This is one like hhose films.

  • @user-ry9yq7bd8k
    @user-ry9yq7bd8k Před 2 měsíci +1

    Si metron ...kinno kinene muko
    Bugembe ne mukyalawo ,mulina kyemumanyi

  • @JfJr-fm1kf
    @JfJr-fm1kf Před 2 měsíci

    Oba omukazi alina gweyayagala namukyawa

  • @nansubugaolivia8784
    @nansubugaolivia8784 Před 2 měsíci

    Metron yatumyanga bigambo??????

  • @stevenkizito8083
    @stevenkizito8083 Před 2 měsíci

    Mwami bugembe aribika arina omukyara omurara eranga gweyasura naye kulunaku lwomukoro abantu gwebaraba omugole nga akyari wabwe metron arina bawe ate agamba kworyo yasura nemukazi we.

  • @user-kl9mz9zx1g
    @user-kl9mz9zx1g Před měsícem

    Bugembe kiriza gaana olinayo omukazi omulala ayagala okujja mumaka ago

  • @catherinensereko9040
    @catherinensereko9040 Před 2 měsíci +1

    There’s a reason for killing that boy; baatya nti ajjakwogera nga bamukazakaziza. Mwenonyereze wakati mumwe but the Metron is innocent.

  • @BirungiProssy-xq1td
    @BirungiProssy-xq1td Před 2 měsíci

    Metulooni mazima she knows

  • @namusokereginah5504
    @namusokereginah5504 Před 2 měsíci

    Brother Mutebi Robert nze ndowoza zandiba nga mpalana za mirimu Saloons bewalananyo 😳😳if not so X-boyfrend

  • @user-en1xi8uh2x
    @user-en1xi8uh2x Před 2 měsíci

    There's is some who wants that marriage and so it will not last especially if the parents want their daughter back home, the man will be tempted to get another woman

  • @namazzishamim9187
    @namazzishamim9187 Před 2 měsíci

    Omukazi alabika ayagala kwetila ...takyakwetaga..thats y akusibako amatu gembuzi..do kids DNA ......OR THE ONE WHO REPORTED THE CASE YEGWANYIZA OMUSAJA

  • @user-tl7sb7rc6o
    @user-tl7sb7rc6o Před 2 měsíci +1

    Maybe that man has another wife oba noyo omukazi bagandabe bonna tebamwagala kyoka besiba ku metron🙄

  • @AijukaWarren-ed9bw
    @AijukaWarren-ed9bw Před 2 měsíci +2

    She might have eaten some other man's money

  • @fridahhanat8388
    @fridahhanat8388 Před 2 měsíci

    Omusajja agenda ate banayuganda babbi nyo i speak out of experience.omukazo NGA tayagaliza mune manyi byebakola

  • @user-gq3iz7po1z
    @user-gq3iz7po1z Před 2 měsíci +1

    Husband is behind all this. Leave metron alone.

  • @user-fm9on6fh5h
    @user-fm9on6fh5h Před 2 měsíci

    What if nga mukyala bugembe alina omusajja gwaya disappointinga nga yavako obuzibu nasarawo bona abasanyewo kuba fe abakazi tufa nebyama bingi

  • @misiooo8379
    @misiooo8379 Před 2 měsíci

    Muli nebuza lwaki ebituka kumukazi omusajja taberawo 😅😅😅I think omuhasband alina kyamanyi

  • @nansubugaedith8399
    @nansubugaedith8399 Před měsícem

    Gwemwatira omuvubuka mubanorezeko bagara kwesasuza

  • @mutiibwarebecca2483
    @mutiibwarebecca2483 Před 2 měsíci

    Bugembe should get arrested instead of doing interviews on him. Mbu metron mukulu nnyo kubbo kajjira obusaati bwa Owino gcya. They're using the metron as cover up kuba omusajja ategela teyandisibye metron nga tebaleese muntu yakubira mukazi ssimu. Salt tv ate temuntama neela.