Webale kuwereza sebo,ndota nonya ekibanja nga bangamba kyali kya taata naye kyanema okutegera ate taata wange yaffa.nendota nga nebase munju etanagwa...nsaba kunyamba ontangaazemu... Era naloose omusajja nga mukade nga ayambade ekanzu enjeru enyo. Nekirevu nga kyeru. Nga wenzira wadda,kyava angamba nti ye aba andaba nga neyogeza mbu ngenda bweru namala nansekerera...bweyamaze bangamba nti mu ba Senga mulimu atulwako omusabwa nabula
ndota nga ninye ne kumiti jafene naye nga ndabako 2 boys omulenzi omu nawanula fene owamaze netubukayo nefene naye nga omulenzi amuyuziza 2parts nekilala ndota nga nguze akikajo nga kiliko anyingo 2 nga neneo olwamaze omwana nemugamba nkugulile nakiliza nempayo500 nebamuwa akikajo ngakilamba naye nga kilina red colour
nekilala ndota 2 sisters wetwedako naye nga banumiliza nti nina bye nayogende and nga ndaba wenkolela kuba waliwo camera nawe bulikimu tukilabila ku ka tv naye akilo nga ndaba nina bendinabo naye nga nelaba mu camera
Wewawo tweyanziza nnyo okutuyigiriza obuwangwa bwaffe wewawo ❤️🥰😍 tusiima nnyo
Webale kusiima
Wewawo tweyanziza nyo sebo 👏👏
🙏🏾
Wewaawo Taata tweyanziza nyo 🙏
Webale kusiima
Ndoose nga mpa Omulwade omutwaalo gwe sente abade nabaana babiri
Lubaale wo wa busawo
Bweza nyoo Salonga
Bwa Mukasa
Bambi nsaba kunziramu...naloota nga nzizeyo ewaka nga nzujjula emeere matooke kuliko lumondo kuliko ejjuni nenva binyebwa mulimu ebuga naye nga emeere jijulira mikwano jange nalongo ne salongo naye bwenagezako kubawa emeere byagana nesowani neyatika ekuba netonya nebagenda nga tebalidde ..bambi munziremu
+256772563344 kiwereze mu text
Sebo nze naloose nga ndi lubuto newaja omulenzi nampa omuyembe nengusala netugulya ne barbie kyagulanyi
Bakyaala ba Bamweyana bakubanja namayembe....wamu ne jajja Bamu
wewawo bweza banange
Bwa Mukasa
Nze wanyana ndota omusanja ankonzesa
Kitambo
Webale kuwereza sebo,ndota nonya ekibanja nga bangamba kyali kya taata naye kyanema okutegera ate taata wange yaffa.nendota nga nebase munju etanagwa...nsaba kunyamba ontangaazemu... Era naloose omusajja nga mukade nga ayambade ekanzu enjeru enyo. Nekirevu nga kyeru. Nga wenzira wadda,kyava angamba nti ye aba andaba nga neyogeza mbu ngenda bweru namala nansekerera...bweyamaze bangamba nti mu ba Senga mulimu atulwako omusabwa nabula
Hahah bambi. Jajjaawo kilabika yali musajja mulungi.....anyway omuzimu gwakubiri.....gwoyita Jajja Taata.....yazaala jajjaawo (gwoyita muganda wo) azaala taata wo. Gweyulikira mu kifaananyi kya kitaawo omutegeere nti olina muyita Taata. Naye ate yooyo yoomu omusajja omukadde...yawangaala ku nsi kuno...era yalagula nga (ye nyumba enkadde eyo - liba ssabo)....akusekerera nti opanga mbu ogenda bulaaya naye ate akwagala Uganda otambuze emirimu gye (okusawula). Muzimu musajja kilabika gwatambula ne muganda waagwo (omuzimu oguli ku ssenga wo) era ne ssenga wo oyo aliko mpewo za kika kyamwe. Ojja kukola obusawo nga oli wamu ne ssenga wo. Byebyo nze byentegeddemu.
@@Bantubalamu neyanziza sebo okudibwamu.
@@NabunjeAnet-bo1uo kale🙏🏾
Mukaziwange yalotaa nzadde abalongo bana nga omu namangoye kitegezaki?
Kisobola okutegeeza ebintu bingi...kisinziira naninakiloose...ayinza okuba lubaale we...oba owuwo....most likely wuwe.....aliko omuzimu musajja...ayinza okuba jajja mwami asooka azaala taata we.....oba omu ku baganda ba jajja. Omuzimu ogwo nga gwazaala abalongo ba Mukasa (abalongo ba lubaale we nyanja).
Leero ndoose mukwano gwange gwebatemako okugulu agamba a njagala nganze atte ndaba okugulu akulina. Bwemubuziza nangamba maama yangulira artificial nayetegenkana. Nandaga emigo emizungu 2.
Bwe mugambye mukwano gwange just nabogola muvire bwemba simwagala.
Maama we yaffa Era mugambye ngakitalo.
Mbadde ngenda nendaba bakwano baffe abakava emitalawa mayaanja 2 andaze Tayagala balaba.
Noonyereza ku mpewo ze nyanja...Wanema....
Amanya tamale ibrahim nze nga silotaa kiki?
Oba muloge....genda bakulogolole...oveeko akatambaala ku maaso
Mwebale.kutusomesa.jajja
Webale kusiima
Nze wanyana ndota omusanja ankonzesa ela ndota ny0 ebimbala
Bitambo byo
Nze ndota bobi ngampa sente mu dollar olumu nga ndimumakage ndota nenimiro nga ebaze amatooke nebijanjalo ebimu nga byengede
Bamweyana
Kati eyazalibwa nga alinga musilamu a k olaatya okwetereza
Agenda ewomuntu anamuyamba
nze nalose nga waliwo mukyala nga aze wendi nabelawo katono olwamaze mubintu bye nenzijamu 20000 olwamaze nagenda weyatuse ayo nankubila nanebaza obutamuyisa bubi kati ngandaba awaka nga bafumbye amele naye pillawo nga mulunji ne nyama kati nebabega nebampa mbu twalile sheikh alinya dyelabide nemutwalila nga naye ayika amalusu
Omuzimu mukyaala, gwalina nga ejjembe lya Kiwanuka, gwalina nga emandwa ya Ndawula.....era ayagala ekujjulo kye ekya Ndawula
@@Bantubalamu okay
@@Bantubalamu nsobola okusindikila sente abe Uganda nebakikola
@@sophielala436 neda eyesitukidde talya matabangufu. Wewaawo bangi bagamba nti kisoboka.....naye mukumanya okwange kifu....kubanga olaba ekijjulo bwokikolera ewomusawo yeyaba nga agabudde lubaale we......bisaana kukolebwa wamwe empewo zamwe weziwumulira era wezijjira nezirya ku kijjulo ekyo
@@Bantubalamu okay kaninde paka wenadayo
ndota nga ninye ne kumiti jafene naye nga ndabako 2 boys omulenzi omu nawanula fene owamaze netubukayo nefene naye nga omulenzi amuyuziza 2parts nekilala ndota nga nguze akikajo nga kiliko anyingo 2 nga neneo olwamaze omwana nemugamba nkugulile nakiliza nempayo500 nebamuwa akikajo ngakilamba naye nga kilina red colour
Gabula abalongo ba Ndawula.....bakubanja ekijjulo kya Ndawula
nekilala ndota 2 sisters wetwedako naye nga banumiliza nti nina bye nayogende and nga ndaba wenkolela kuba waliwo camera nawe bulikimu tukilabila ku ka tv naye akilo nga ndaba nina bendinabo naye nga nelaba mu camera
Omuzimu mukazi gwa jajja owokubire. Gwalina lubaale Kiwanuka ne jjembe Kiwanuka
@@Bantubalamu ok neyanziza okunzilamu
@@sophielala436 kale nyabo
Era mbadde nvawo ne mugamba bakwano baffe abarala babiri abagenda ebweru nti babo bajja. Nandaga Tayagala balaba.
Kyoka enakuzino okugulu kunuma muvivi 3weeks.
Namasanyalaze gankuba Kati buli wamu kyoka banange tegabakuba. Nemu masuuka gankuba. Nemungoye. Ndikukyeeyo siriwaka.
Mpewo ze nyanja....Kiwanuka....
@@zainahdurban8612 hahah kale....kankusabire
Nze wanyana ndota omusanja ankonzesa
Ndotanyo embimbala
Kitambo