Wama temutusumbuwa ffe abaganda abagala Kabaka yeffe era abagala kyagulanyi. Kyagulanyi ne Kabaka are not competitive in any way so they are not threats to eachother kabaka wa buganda Kyagulanyi wa Uganda ffe ebyo ebibiri tubyawula mutulekerewo ko aketegerera ku byetwagala tewali kigibwako awali ekya Bobi wasobolera ddala okuberawo ne kya kabaka temututwala speed nnyo atte mpozi tulekeyo ekya Nabagereka ndaba takyatugasa. Abantu abagerageranya Kyagulanyi ne Kabaka baliko ekikyamu the 2 are very different temututawanya ekifananyi Kyagulanyi temututawanya awo mulinga abatugamba tulondeko ku babiri tubagamba bombi tusobola okubagala ekyenkanyi kubanga banjawulo tujjeko kya Nabagereka mpozi.
Oba mwagala oba temwagala kusawa eno abantu babiri abasingwa okwagalwa mu Buganda. Asooka ye Ssabasajja Kabaka. Owokubiri ye Bad Bobi wine. Era kabaka tagerageranyizibwa ku muntu yenna yenna mu buganda, awebwa ekitibwa, ayagalwa Kati mwetugge.
Yekolela tusiima nyoooooooooooo.twakufuna nga kilabo munaffeeeee.tusaba mukama katonda akutukumire 🙏
Mayiga fitina yemuluma, ate ekirara ayagala kukola diverson ababade babanja Kabaka mubiveeko mude ku Bobi wine. Ffe twamukyawa tayina kyatugamba.
thank u ask him i think that 👨 have a problem with our president but let me tell you we love our president so much ❤❤❤❤❤❤❤❤❤
👏👏🤝
Mayega oba toswaala ebyakayisaali oba lwaaki tobiwa kayisaali nebyakatonda nebi a byakatonda mwesonyiwe president kyagulanyi 💪🤔
Bobi bobi, Bobi Bobi,cyagulanyi
Ako akasajja banagenda omugwamu nga tabude abantu bona abanda ako kafuse lumbe lwannyuma lukuluma gyotalaba kona nekaluba embababa
Abo ba mayiga balina fitiina na nuggu.
Ebyegwanga babifudde bya lubalaato.
Bbo, balabanga Bobi ababyeko show.
Kwebuzza magezzi.
Wama temutusumbuwa ffe abaganda abagala Kabaka yeffe era abagala kyagulanyi. Kyagulanyi ne Kabaka are not competitive in any way so they are not threats to eachother kabaka wa buganda Kyagulanyi wa Uganda ffe ebyo ebibiri tubyawula mutulekerewo ko aketegerera ku byetwagala tewali kigibwako awali ekya Bobi wasobolera ddala okuberawo ne kya kabaka temututwala speed nnyo atte mpozi tulekeyo ekya Nabagereka ndaba takyatugasa. Abantu abagerageranya Kyagulanyi ne Kabaka baliko ekikyamu the 2 are very different temututawanya ekifananyi Kyagulanyi temututawanya awo mulinga abatugamba tulondeko ku babiri tubagamba bombi tusobola okubagala ekyenkanyi kubanga banjawulo tujjeko kya Nabagereka mpozi.
Ekya Ssegwanga Musota Nantalinya mukateebe tugenda kukola kinene nyo kale ekya Presido Bobi, kibeere kitonotono.
Naye abasajja abbo😮
Maganda wange webale ku sunsuula nsooga eyo
Wasoma Taata
E "mengo " abantu abasingayo tebagaliza, balina efutwa, ennugu, balina enkwe, balya mululime ne muluzise. Bawulira bubbi nyo nga omuntu ayagalwa/atitimusse enyo teyayita ko mengo.
Kale mwantama
Oyo omunyampi omwenze nakisirani kyabuganda
Mayiga va ku president wafe
Byatusobedde ddaa
Wabula wabale nyo
Oba mwagala oba temwagala kusawa eno abantu babiri abasingwa okwagalwa mu Buganda.
Asooka ye Ssabasajja Kabaka.
Owokubiri ye Bad Bobi wine.
Era kabaka tagerageranyizibwa ku muntu yenna yenna mu buganda, awebwa ekitibwa, ayagalwa
Kati mwetugge.
Mayiga ebifananyi bya kyagulanyi tugenda bigula nyoo namanyi
Yekolela.okuva lwewatuumye hajjat zaliika.neyongedde kusiima walai
Tusonyiwemu naye leka bitwalibwe na fujjo bba mayiga, mpuuga, bwanika etc baffe!
Bobi wotamujjaako kyikolimo,omujjako omukisa.
Let him look at those who have tried.......
Mayinyiga you got lost from the mark.
Car tea key low rip
Bobi bobi, bobi bobi
Mayiga wakasonda emikolo ja bantu bameka kwowela amateka?
😂😂😂😂 mazima
Nze ngamba nti tutambulire ku Kyagulanyi kyeyagamba, ebirina amakulu tubiwulize ebitalina tubileke.