Tosobola kutereza nnono nga totegedde gyesibuka - Ab'ekika ky'akayozi n'enjaza: Omulangira Nakibinge

Sdílet
Vložit
  • čas přidán 6. 10. 2022
  • Ab'ekika ky'akayozi ne njaza bino byamwe.
    October 07 2022 07 00 24 AM

Komentáře • 148

  • @ageisanumber
    @ageisanumber Před rokem +7

    Mulangila nakibinge aba struggle otawana nabo baki bamanyi nti bagezi nyooo tujja kufunayo omuganda omulala ategera ali mu kubo ajja kubuza kyayina okukola. Gwe abo abavubuka tebakulabamu mulamwa , nup banonyi ba ssente mubulungi ne mububi Silika Olinde wekajjalile ojja kulaba abagwa mu bikopo. Wama nze ku nkye Nonno kyotusomesa tusima ate tuyiga tuzibuka amasso tussala ntoto butya bwetutandika okubisa mu nkola mubwangu, anti ku kyosomesa tewali budde kati kati, namugereka ne bajjajja bakwongere okumanya no kutegera., nga naffe bwotugabanyako. Watusisimula mu tulo twa bakyelupe.

  • @dedlydrimofficial1083
    @dedlydrimofficial1083 Před rokem +2

    Nze nakoowa abebyobufuzi, kubanga banonya kukuusa mbutto zabwe. Nze sisoboola kudamu kwetaaba mukalulu, kuba byakutiisa bantu. Singa abalikuludda oluvuganya,bali bagala kawanga akitte. singa awo kigwadda,kuba tumanyi emikolo egyokola ekintu nekitelera nga tewali kwekalakasa, nakuyiwa musayi. Naye bwekiba balinze kaluru mbasekeredde. Ekikuma abanauganda kusonda byakisiru nga ebigaasa tebabilaba. oooh engeri gyebatuwunika, bagezi booka katonda badobodde okubikula amaaso. Naye tujja kuwangula💪💪💪💪

  • @miirocharles
    @miirocharles Před rokem +3

    Omumbejja nga ur so smart today

  • @dedlydrimofficial1083
    @dedlydrimofficial1083 Před rokem +4

    Ebintu byasooba dda, ekikulu kudda ku luberyeberye. Gwanga mujje,tunyikire ebyooto tuzze obuganda kuntiko.

    • @bakermatovu2007
      @bakermatovu2007 Před rokem

      Tulina kudda ku lutembe lumu lututembeete “ssi ku ntiko “

  • @F.S.L.C.
    @F.S.L.C. Před rokem +2

    WOW - SSEBO ONYIRIDE MU GOMMESI EYO NGOMUKYALA OMUTUUFU.

  • @nalubegamayimuna5736
    @nalubegamayimuna5736 Před rokem +2

    Webale nyo mulangila nakibinge otuzukusiza twali twebaka🙏🙏🙏🙏

  • @namussitwafaridah8534
    @namussitwafaridah8534 Před rokem +1

    Wewaawo wewaawo wewaawo 🙏 murangira nze ndi mabegawo 💪💪

  • @milwals6955
    @milwals6955 Před rokem

    Banaffe mwebale nnyo okutuwereeza. Ssebo omumbejja neyanziza nnyo obubaka bwa batalaganya. Banange mwebale nnyo nnyini okuleeta emboozi ye nnono mubantu. Everywhere in the world people are waking up and searching for their roots. Abantu betaaga okumanya who we are and how we came to be. Bino byona bye mwogerako ne Bible mwebiri lwakuba bambi ababitusomesa batusomesa kubikukuju. Bwetunamanya gyetuva nekyetuli bwetujja okwekiririzamu era byonna bijja tugendera bulungi. Omulangira Nakibinge nkutumidde nnyo nawe ssebo Mukose, mwebale nnyo kutuwereza. Bambi nandazze nnyo naye mbadde mbasaba kumboozi yeki kye ntalaganya. Thank you so much. Omumbejja nkwagala nnyo.

  • @waltermuwonge1794
    @waltermuwonge1794 Před rokem +9

    I wish you know how much I love you omurangira Nakibinge

    • @babikajoyce1751
      @babikajoyce1751 Před rokem

      Abebitabo tebafuna kwolesebwa kwempewo ku bye NONO nga Omulagira bwabilambika

    • @waltermuwonge1794
      @waltermuwonge1794 Před rokem

      @@babikajoyce1751 bafuna naye abasoma bebantu abkyesinze okubera corrupti nobunafu mumitwe

  • @gracewamala7287
    @gracewamala7287 Před rokem +1

    Baabi mwebale kuwereza digital alternative thank you so much

  • @kiryowamukisafranklin5576

    Sselubatuka yandazze akabonero ke sanyu..nange wendi ndi musanuffu.....omulangira wangala..ela lamuzaaaa nga lumili na mulamula.

  • @aadd232
    @aadd232 Před rokem +2

    Maama omumbejja nga onyilidde mubusuti.

  • @mukiibichristopher2836
    @mukiibichristopher2836 Před rokem +2

    Mulangira wabula webale kusomese ela nze njayana okumanya enoono yange nga omuganda ela omugave

  • @julietnabukenya2510
    @julietnabukenya2510 Před rokem

    I didn't know our presenters are from BUSOGA. Well done guys👌👍🙏🙏.
    I think 🤔 voice yomwami presenter yeyalanga okalaango ka FEDERAL.
    MWEBAALE NYO MWEBALIRE DDALA.
    🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏

  • @carolinenaamala9402
    @carolinenaamala9402 Před rokem

    Thnx 4 d show

  • @nakanwajiamina6316
    @nakanwajiamina6316 Před rokem +1

    gdevening madam farida and mr. mukose thanks for the show always more blessing to you

  • @jimmygbgalwaysthegreatest7994

    Thank you so much Mulangira. Yo Rwanda ekoze ebikolobero ku Buganda nga ate yabasembeza yo bajajja banabasasula?Batusensedde wonna,empewo za Buganda ziyambe okuzukusa Abaganda me bana Uganda twedize ensi yaffe. Mulangira yongera okusomesa.

  • @williamjob4939
    @williamjob4939 Před rokem +2

    Kitufu, there's also the Book called ARS NOTORIA the art of King Solomon. Ebigambo ebilimu biyina obulama

  • @milwals6955
    @milwals6955 Před rokem

    Banange munsonyiwe nnyo okubasaba emboozi ye ntalaganya before the end of this conversation. Thank you so much for that.

  • @kiryowamukisafranklin5576

    Nze ndi muto naye esanyu lubaale lyandazze....ne misange....ndya butaaala..wansi wekisikilizze kya bwee.

  • @wilberkigozi5764
    @wilberkigozi5764 Před rokem

    Thanks mulangira

  • @elizabethnsubuga857
    @elizabethnsubuga857 Před rokem +1

    Tusaba n'Ennyonyi muzitwawulire okusinga okutugatta awamu nga Ennyonyi.
    Nze nsaba kumanya ku bya Nakinsige nga ekika.

  • @sarahkiwanuka2872
    @sarahkiwanuka2872 Před rokem

    Very smart mikwano

  • @mboozihindu1419
    @mboozihindu1419 Před rokem

    Today you're smart mukwano
    Thx for the program

  • @ssentamuzaidi1454
    @ssentamuzaidi1454 Před rokem +1

    Mbalamusizako mwena nekiramuso ekisinga obulungi nti Assalamu Aleikumu walahumatulahi wabarakatuhu mukulu Mulangira muwulide bulungi naye kamujukize nti Nabbi Muhammad (s a w) nga tanajja mubuwarabu abaalina ediini nga basinza ebibumbe nebibajje mukama katonda owekiitibwa Allah kyeyava atuma omubaka Muhammad (s a w) nekigambo Lahilaha hilala ekitegeza nti temusinzanga ekintu ekirara kyona okugyako mukama katonda owekiitibwa Allah kati singa offukamirira ekyoto kyalubaale oba ebibbo byabaloongo nga obisaba emikiisa obeera okafuwadde

    • @katendeemmanuel7334
      @katendeemmanuel7334 Před rokem

      Mental slavery at work

    • @helenbirungi1976
      @helenbirungi1976 Před rokem

      Oli mudugavu torilaba mutonzi direct ngatoyise mubajjajabo okusinzira kumutendera abadugavu gweturiko ensi erimumitenderela.

    • @ssentamuzaidi1454
      @ssentamuzaidi1454 Před rokem

      @@helenbirungi1976 Madam Helen nkuwereza akayimba ka Hajji Haruna mubiru kebayita "Kanya Mpiisa"nsaba kakunyumire Bambi

    • @helenbirungi1976
      @helenbirungi1976 Před rokem

      @@ssentamuzaidi1454 nkuwereza akayimba ka sebbata gira osamile wewawo

    • @helenbirungi1976
      @helenbirungi1976 Před rokem

      Kanonyeko sebbo

  • @aadd232
    @aadd232 Před rokem +2

    Abawandika bagala kutufula bawuta. Tebagala tumanye ekituffu.

  • @katabarwadoreen8013
    @katabarwadoreen8013 Před rokem

    mwebale kutuwereza

  • @ghettonatives9729
    @ghettonatives9729 Před rokem

    Mwebale kuweleza Baganda bange,Nsaba Omulangira bwalifuna akadde atukubilemu tooki mu kika Kyo Mutima-Omusaggi.
    Kagolokakyomya (Muna Buddu) from jinja

  • @henrylubwama6842
    @henrylubwama6842 Před rokem

    Singa pro. Gukina ayigilawo awoo

  • @querrina4698
    @querrina4698 Před rokem

    Boyne munenyanga the poeple who where in exile.Mayaja Mpagi.

  • @princessofuganda4938
    @princessofuganda4938 Před rokem +1

    Egunju lyelirya ekoko mukyaro nga ojeko kamunye naye lyefanayirizamu nga mpusi

  • @babikajoyce1751
    @babikajoyce1751 Před rokem

    Omulangira ne ba members on the panel banange musonyiwe ebikwata ku kika kye Nsenene sabiwulira nga ante yakakyogerako emirundi ebiiri

  • @Marie-sr8jt
    @Marie-sr8jt Před rokem

    Nze nsaba ekika kye Ngeye

  • @kiryowamukisafranklin5576

    Mulangiraa nsima....wenjogerela ndi jjana ssesse naye nkuumide ekyoto ewa jjaja nge magatto ne wa senyungule.....ziyoganee nange nga bwesambaaaaaaaaaaaaaaaaaa.....

  • @godslove7818
    @godslove7818 Před rokem +1

    Banaye Madam Faridah you are very smart 😄

  • @janesebutinde1080
    @janesebutinde1080 Před rokem

    Mr. Mukose please how can l get in touch with mutabani wange omulangira Nakibinge K. Kimbugwe

  • @aadd232
    @aadd232 Před rokem +1

    Mulangila Nakibinge emisabwa jjatandise dda ku Kankaka anti obugonvu bwolugyegere gemanyi galwo

  • @nalukwagowinfred13
    @nalukwagowinfred13 Před rokem

    Banage fe program etunyumila era tuyize binji nyo kubuwagwa ne nono

  • @lwantalenamaalwa5372
    @lwantalenamaalwa5372 Před rokem

    Ssebo omumbeja Farida awamu ne mukuru Mukose mwebale kuwereza naye omulangira nga olabye nobulwadde kusabira bajjaja bakugyanjabe era osuuke wabula nsaba bajjajaffe batufunire omuntu omutuufu anatwara ensi yafe mumaaso era anamanya obuwangwa ne nnono

  • @mugulapatrick
    @mugulapatrick Před rokem

    👌

  • @emmylubega4654
    @emmylubega4654 Před rokem

    Mukyala Faridah ne mukulu Mukose nga mwanyumye nnyo,mwebale kutuweereza era mbalamusizaako nnyo.
    Mulangira Nakibinge,nkwagala nnyo!

  • @namwanjefatie7237
    @namwanjefatie7237 Před rokem

    Nange amiina

  • @ssentamuzaidi1454
    @ssentamuzaidi1454 Před rokem +1

    Madam Farida webale nyo okwambala obulungi kubanga ffe mubusiramu ekitiibwa kyomukyala kitandikira munyambara nsaba owekiitibwa Allah akunywerezze kuddiini busiramu kubanga obulamu buno mukama katonda yabutuwa lwansonga emu kumusinza tagatwako kintu kyona

    • @helenbirungi1976
      @helenbirungi1976 Před rokem

      Kagwake ke tonye mujjakukiriza nti emisambwa mujjakudda kunono

  • @sensagodfrey4378
    @sensagodfrey4378 Před rokem

    Jajja ffe omulangira Nakibinge k kimbugwe webalege okutusomesa Nokutumanyisa , Amanya Nze kiwanuka musisi Ssensalire omuzila Njovu Nsaba kuyambibwa Ndiko Empewo naye sinaziteleza. Akume Atakumila mpeera.

  • @shakirahnabachwa6625
    @shakirahnabachwa6625 Před rokem

    mulangira ngolabye nobugonvu ssebo tusaba mukama akuwonye bambi

  • @helenbirungi1976
    @helenbirungi1976 Před rokem +1

    Yii this friday was too busy for me naye obwedda nsambya sambyako ntukewano ku mukutu mwebale tuwereza omumbejja faridah,ssalongo Mukose ,Mulangiira wange okusembyayo kakodyombagalanyo banange.

    • @ssentamuzaidi1454
      @ssentamuzaidi1454 Před rokem

      Banange wabulirawa mukwano nsaba owekiitibwa Allah alongoose omutiima gwo oleme kubera mubalwanyisa amazima kubanga okutuwereza owekiitibwa Allah wewoka awali okuwoona but I miss you too

    • @helenbirungi1976
      @helenbirungi1976 Před rokem

      Zaidi its you again soka omburile kubilotobwo manye ekikutawanya.

    • @ssentamuzaidi1454
      @ssentamuzaidi1454 Před rokem

      @@helenbirungi1976 sikutaawana naye omuliro gwo mujahannama (egeyeena) kintu kizibu nyo kubanga abantu bagenda kwejusa abo abasinza nga emizimu ne misambwa bagambe nti ngazitusanze mukwano Siramuka nga okyalina omukisa kubanga jeturaga oluvanyuma lwokuffa siwangu

    • @helenbirungi1976
      @helenbirungi1976 Před rokem

      @@ssentamuzaidi1454 kozi tulagawa??

    • @ssentamuzaidi1454
      @ssentamuzaidi1454 Před rokem

      @@helenbirungi1976 eJanna yaddala negeyeena yaddala sarawo kati kubanga mukama katonda owekiitibwa Allah teeyatutonda lyamuzanyo

  • @nabatanzi3416
    @nabatanzi3416 Před rokem

    Mulangira nakibinge kiva kuki okuloota nga enwa ennaka

  • @ritahdelrio3734
    @ritahdelrio3734 Před rokem

    Kagwake keetonye wasswa be Kato bakugenda era nsaba nomulangira Nakibinge K Kimbugwe Bambi esuubi lyaffe liri wuwo totukoowa Bambi

  • @ayisasamil4493
    @ayisasamil4493 Před rokem

    Federal

  • @nalukwagowinfred13
    @nalukwagowinfred13 Před rokem

    Tusaba mukama aba kume

  • @aadd232
    @aadd232 Před rokem

    Nze Kabaka namumanya dda nabewaffe nembabusa Era nabuka sikyali mubamuzibe mwebare nyo kuzibula abantu abarara.

  • @gracewamala7287
    @gracewamala7287 Před rokem +1

    Nange nsaba kuyamba ..kundagirila mikwano

  • @ayisasamil4493
    @ayisasamil4493 Před rokem

    Kiitalo kyentebe

  • @mathsmadeeasy3888
    @mathsmadeeasy3888 Před rokem

    Mwebale kuweleza tusima

  • @namboozemiriam3189
    @namboozemiriam3189 Před rokem

    But these comments r not being read

  • @ssentamuzaidi1454
    @ssentamuzaidi1454 Před rokem +1

    Abemikwano Amatendo amalungi gga mukama katonda owekiitibwa Allah Oyo mukama katonda eyatonda ensi ne ggulu obuyinza bumbwe kubuli kintu mazima ddala Nnabawarabu nnabo Bali basamize nga ediini tenajja okutusa mukama katonda owekiitibwa Allah lwe yaleeta omubaka Muhammad (s a w) nnalabula abantu nti temusinzanga ekintu ekirara kyona okugyako mukama katonda owekiitibwa Allah yeeka kale Abemikwano okuwoona ebizibu kulimukudda eri owekiitibwa Allah ajakubasonyiwa ebibi byamwe (Musiramuke)

    • @helenbirungi1976
      @helenbirungi1976 Před rokem

      Twakumanyira zaidi ojakuyiga mpolampola kanya kugoberela thax so much my dear.

    • @katendeemmanuel7334
      @katendeemmanuel7334 Před rokem +1

      Mukulu era gwe okyebasse kyoyagala okugamba ttonda ensi yasooka kugitonda munsobi era nga ebitonde bye byasooka kusinza bilala byesimanyi ate byo Ani yabitonda .wabula abaddugavu mulina akajjanja nobuteffumitirizza njagala onyinyonyole omuwalabu oba ba missionaries mukusooka bajja nga abaguzi babaddu era batuma emere wadde amazzi nebatusiiba nenjegere batuuma buli kitono naye temwebuuzanga omuntu eyakuuma just obuntu obutono kyoka mugamba mbu yabaleteera katonda omutuffu oyo asinga? Nze mbewuunya era obwo bwebayiita obuddu bwobwonga mpaka baddugavu mwe lwemuliddamu okukozessa entegeera yamwe nemuva mukubalowoleeza

    • @helenbirungi1976
      @helenbirungi1976 Před rokem

      @@katendeemmanuel7334 wabula mukwano webale mubulila,era kyoyogedde kituffu batundanga abadugavu era kyova olaba mutundwe webabatundiranga....nga balondamu abantu kabaka nagambanti abo batundwe...mugende mutundwe thats y nakati we hve a place called mutundwe in buganda abasiramu era bebasingayo but they dont know wea that name came from aba warabu bavanga zanzibar okusubula nebasalawo nebatuletera amadini gabwe nebegomba nomu kubakakabaka nebamuzalamu omwana sultan.

    • @helenbirungi1976
      @helenbirungi1976 Před rokem

      @@katendeemmanuel7334 bano abantu bayegombanyo abadugavu olwempisa zebayina,emirembe,nokwagala ennono yabwe wamu tokubera nga bamanyi obuwangwa bwabwe okuviraddala ewa tonda ,webalaba ngatebayina webajja tutandika nebasalawo bafuule obuwangwa bwaffe sitani ....zaidi kyagambanti bajjajjaffe tebamanya mutonzi baringa basinza sitani omuzungu yeyategera katonda???ngaamba kuviraddala kuluberyeberye sibino zaid byalimu ebyomulembe gwakati....kubanga tulaba nti who introduced islam in Africa???not God bug these pipo,history nakubuza why missionaries came to Africa??who are slaves??omuntu wakatonda lwaki obeera ofulabano abaddu??badugavumwe....ababuyabuya nga zaidi mulemedwa okutegeera mujjakufa bubinyo.

    • @helenbirungi1976
      @helenbirungi1976 Před rokem

      Aburila sentamu akoowa tumwesonyiwe.......

  • @ssentamuzaidi1454
    @ssentamuzaidi1454 Před rokem

    Point of information madam Farida ntegereza mukulu Mulangira nti ffe mubusiramu wetuba tusaala eswalah twolekeza ebyenyi byaffe eri omuzikiti ogwemizzizo oguyitibwa kabba e macca so simusana gyeguva kubanga bwembera e China nga njagala kusaala ninakutunula mu kabba nga ate bwobera e China direction ya kabba ebeera mubugwanjuba (west) kale Nolyekyo ffe mubusiramu tetugoberera musana gyeguva

  • @helenbirungi1976
    @helenbirungi1976 Před rokem

    Mukulu mukose webale kuwereza bambi.

  • @christinenankya4697
    @christinenankya4697 Před rokem

    Eeeeh I thot it was 9th of October for our independence

  • @sensagodfrey4378
    @sensagodfrey4378 Před rokem

    Nasanyuka nga Nzilidwamu

  • @senonolindon1949
    @senonolindon1949 Před rokem

    We bale nyo omulangila

  • @prossynalugoye4920
    @prossynalugoye4920 Před rokem

    Murangira Nakibinge webale kuweleza Buganda naye naffe abekinyomo ebizibu bingi nyo Murangira

  • @nakanwajiamina6316
    @nakanwajiamina6316 Před rokem

    YENSONGA LYAKI TWETAGA FEDERAL NZE NSABA EMISAMBWA GYO NGERE OKUBOKYA NOKUBAKUBAKIBOKO BONA BAJAKWOGERA AMAZIMA

  • @ayisasamil4493
    @ayisasamil4493 Před rokem

    Lager n'nyo

  • @christinekayongo1295
    @christinekayongo1295 Před rokem +1

    But Mulangila tell us what to do.

    • @omumbejjakayiso5627
      @omumbejjakayiso5627 Před rokem

      Mukwano contact Mukyala Farida and Mwami Mukose. There is a big initiative called “ Gwanga mujje” we make contributions to rebuilding whatever was destroyed and putting right what went wrong. You are welcome to the team.

  • @lwantalenamaalwa5372
    @lwantalenamaalwa5372 Před rokem

    Mulangira webare kulamburura nsonga ya balangira abaava mu ssekabaka ssuuna. nze Omumbeja Lwantale Namaalwa nsibuka mu jjajange ssekabaka Ssuuna era mutabaniwe bweyaduka olwokuyigibwa nga batibwa bweyatuuka kumutara gweyasiima okutuulako era elinnya nalicwuusa neyetooma Mbidde era nada mumuziro gwengabi naye kati mu mwaka gwa 2003 ensonga zaterezebwa era netumanya ensibuko yaffe nti tuviira ddaramu ssekabaka Ssuuna mwenyini

  • @maryrose6454
    @maryrose6454 Před rokem

    Madam Faridah owomede gomasi wabale kunyuma bambi

  • @helenbirungi1976
    @helenbirungi1976 Před rokem

    Mulangiira kituffu mukoseffu bambi,,byenabuza ba kasujju byayononeka balikuki mbu milyango mwenda katebbe kabaka ki atafayo ku katebe wadde sha nengato ....nze comment zange nabilabirawo ku mukutu gwakakanka.

  • @nakanwajiamina6316
    @nakanwajiamina6316 Před rokem

    MULANGIRA TEWETAWANYA ABOBONA BA KIMARA BONA BALYA MUNSAWO YA MUSEVENI KAKI OMULILO GUBOKYA BIBASOBEDE

  • @nightingalemukasa3056

    Mulangira tetuna bujulizi nga bwali omubbi nomufere.Okusinzira ku Kankaka naye obujurizi obukwatibwako tubulina nga yemubbi nomufere.

  • @namboozemiriam3189
    @namboozemiriam3189 Před rokem

    These comments are not being read banange ,,,,

  • @nalukwagowinfred13
    @nalukwagowinfred13 Před rokem

    Banage nze okuva bwenabegatako no bulamu bwakyuka

  • @nakanwajiamina6316
    @nakanwajiamina6316 Před rokem

    tusanyuse okubalabako mukadewafe mulangira NAKIBINGE TUSIMA OMUKAMA AKUTUKUMERE AKUWE OMUKISA

  • @helenbirungi1976
    @helenbirungi1976 Před rokem

    Mulangiira wange ngolabye nobukoseffu,friday ebera waala tukulindayo 🙄🙄🙄 naye tukwebaza olwokutuwa emisomo egitugasa.

  • @ageisanumber
    @ageisanumber Před rokem

    Ku comments za basiramu eno page mujjesonyiwe mulabika mubula, temujukiza mulangila nga Allah bweyagamba musinze ye, kimu kyoka page mugyesonyiwe mugilekele abakafiluna. Ate munsesa mubyogera misana e kiro nemugenda nabakafiluna , abasinza Swaitani namwe ne mwetaba mumazina ge nkima Mulangila nteseza bubi??????
    Tukwagala nyo mulangila mukafiluna munaffe.

  • @nakanwajiamina6316
    @nakanwajiamina6316 Před rokem

    MADAM FARIDA WEBALE KUNYUMA MUBUSUTI NE MUKULU MUKOSE NAWE WEBALE KUNYUMA

  • @balisalirwadavis3044
    @balisalirwadavis3044 Před rokem

    Naye abaganda mukiliza nti kabaka asobola okuwaana nti nema ekozze omulimu mulungi nyo okukuma obutondde bwensi oya nabba nga kabaka. Buli omu asiba kiwaani, mwena mulekelawo okusiba ekiwaani muwone okubasiba ekiwaani kyatabbu.

  • @aadd232
    @aadd232 Před rokem

    Mulangila Nakibinge ngolabye nobukoseffu.

  • @babikajoyce1751
    @babikajoyce1751 Před rokem

    Sseb Mulangira okineeze

  • @aadd232
    @aadd232 Před rokem

    Ha ha Mukosi webare omutega nswera. Ogwo.

  • @aadd232
    @aadd232 Před rokem

    Ate mukulu Mukosi osekedde bwerere.

  • @christinenankya4697
    @christinenankya4697 Před rokem

    So when M7 said politics is about kutunula mukamwa was meaning it but we didn't get what he meant but mutebi is full of ???? M7 is smart but not clever

  • @nakanwajiamina6316
    @nakanwajiamina6316 Před rokem

    MULANGIRA WEBALE KULABIKA BULUNGI WEWADE NGA OLIMUGONVU GONVU TUKASABIRA OSUKE NAYE AKASUSU KYEKYO

  • @nakanwajiamina6316
    @nakanwajiamina6316 Před rokem

    MULANGIRA ABANTU BANO ABALI MU NUP 90,KU 100 ABANYIGINYA KALE NEBWONA BAKOWOLA ODAMU TEWALI GWOJAKULABAKO NOMU ABANYIGINYA TEBEVAMU

  • @aadd232
    @aadd232 Před rokem

    Ntuse banange mwebare okujja otuwerezzs

    • @mugabelothanivan7689
      @mugabelothanivan7689 Před rokem

      Murangira webare nyo ssebo naye abamu bagara kutumarira biisera

    • @mugabelothanivan7689
      @mugabelothanivan7689 Před rokem

      Murangira wariwo omuzeii omu eyagamba nti ebyo byoyabyanswa naye sikabaka kati emyaka abiiri

    • @samuelkiziri3395
      @samuelkiziri3395 Před rokem

      Banange Ebola rwaki akwata uganda buli lwajja na Congo???
      Rwanda lwaki tekwatibwa Ebola ,bo bakola batya okuwona Ebola buli mwaka

  • @princessofuganda4938
    @princessofuganda4938 Před rokem

    Mulangira kyayogerako kitufu abawalambu newebalamba ekuba basomawo eduwa era bo buri mwaka bagenda musozi era nange batwala naye tumuvayo nga temumaze kusara

    • @katendeemmanuel7334
      @katendeemmanuel7334 Před rokem

      Kittuffu nyo obwo buwangiiro bwabwe naffe tulina obwaffe ate bwebatugamba nti byasitaani so nga lyekubo lyaffe okutuuka eri tonda waffe .temwelabiira olugero teli ayagaliiza yamulilanwa we kuzaala nduusi ,ebyekiwalaabu bittuffu mubo wabula tebikola muffe naffe battuwa amakubo agaffe mujje tudde kubuwangwa nenono zaffe

    • @ssentamuzaidi1454
      @ssentamuzaidi1454 Před rokem

      Owange madam Nakiyingi leka kulimba bantu owekiitibwa Allah tagatwako kintu kyona kubanga yattuma omubaka Muhammad (s a w) nga ekigenderelwa kyakutegeza bantu nti temusinzanga ekintu ekirara kyona okugyako mukama katonda owekiitibwa Allah yeeka nsaba owekiitibwa Allah abasobozese okubitegera otherwise basasidde Bambi

  • @namussitwafaridah8534
    @namussitwafaridah8534 Před rokem +1

    Webale nyo mukose babulire

  • @kibuukasula9898
    @kibuukasula9898 Před rokem

    Banange bakama baffe batugamba tubagaambe nti temudamu kuyimba kitibwa kyabuganda paka nga tuzizaawo enoono nze obubaka mbu tuusiza mwebale nyo

  • @aadd232
    @aadd232 Před rokem

    Bakureke wama bakufudde wa mu lubiri? Bajjewo akajja nja. Muve ku Faridah byemwagala mubibulire abewamwe abanna omanyi abantu abamu beyitirizza.

  • @hagerpowder4364
    @hagerpowder4364 Před rokem

    Please try to talk about other tribes l need to know there background donnot be only on one as if its the only tribe in uganda

    • @faridabikobere9488
      @faridabikobere9488 Před rokem

      When you have a request please be polite...You don't pay anyone to write or teach about such.

    • @hagerpowder4364
      @hagerpowder4364 Před rokem

      @@faridabikobere9488 Nothing to be polite to those stupid people please trying to late buganda kingdom down mazzi ga mbwa they are paid by museveni but you donnot see you just want to here what they are saying

  • @nalukwagowinfred13
    @nalukwagowinfred13 Před rokem

    Mwebale tuweleza tusima nyo nyo banage, no mulagira nga alabye nobumuluma babi

  • @fhfiorfi7088
    @fhfiorfi7088 Před rokem

    U.s.a.weweyo.otelenze.esonga.zabakamabo

  • @SomeOne-yv8jf
    @SomeOne-yv8jf Před rokem

    Muwenda Mutebi II has billions of money in foreign bank accounts. He will never help poor Baganda. His Kabakaship title is NOT ratified in the Hall of Records. He is a fake Kabaka!

  • @SomeOne-yv8jf
    @SomeOne-yv8jf Před rokem

    Walumbe is Satan?
    Ttanda is Hell?

  • @sensagodfrey4378
    @sensagodfrey4378 Před rokem

    Jajja ffe omulangira Nakibinge k kimbugwe webalege okutusomesa Nokutumanyisa , Amanya Nze kiwanuka musisi Ssensalire omuzila Njovu Nsaba kuyambibwa Ndiko Empewo naye sinaziteleza. Akume Atakumila mpeera.

  • @aadd232
    @aadd232 Před rokem +1

    Kankaka alidde Fulusi zzabantu nga faza alambula.