My perfect combo. Banange Julius mbade ntesa. Tugulewo something that is similar to nkoba zambogo nga temulimu "babitibwa kwawula tufune ba mzee magala, naduli nga bakyali balamu tusomesa abaana batu obuwangwa nenono nga bakyaliwo banange Jakana yaffa ne information yaffe yonna! Ffe tulina okwebulula teli mulala agenda kutasa buganda
Salam aleikum emboozi ya kojja wange magala njinyumilwa naye okulya nga ayogela it irritates me munsonyiwe simanyi bwekiyitibwa muluganda ate netonda naye okulya nga
Aisha furniture nga mulwawo omulanga.
Mwana gwe bw'oleka,nange luli nababuzza oba yabakolaki Bambi
Obulango alina bunji yelabila kyali kyetaaga nga abalina ku lupapula lwakuba tayagala kuwandiika
I wish muzeyi Magala was my daddy nze taata wange yagamba nti singa nfiira ku kyeeyo 😭😭😭Magala ayagala abaana bbe bambi muzeeyi mukama akuwe omukisa
Mzee magala kwenfira era ssabazonto webale
Taatawo olina kyewamusobya maybe, Bambi gezaako omwetonsere nga tanava munsi obulamu bujja kutereera
Eeh wamukolaki naye check your self
mukama 🤔🤔🤔🙏🏼🙏🏼🙏🏼
Oliina kyewamukola
Muzee Magala weebale kwagala baanabo,Mashallah
wama mwanyinaze webale kwagala baana baffe Respect ❤❤❤more blessings 🙏🏻🙏🏻
Sabazonto I need ekitambiro about mpuuga's ceremony
Their did it mwan gwe 😂
Thanks ssabasonto for hosting Muzzeyi magala again and again on Thursday Edition of meat 🥩 Roasting Big up 👆 Muzzeyi magala..................
Kojja Sserwanja enyanya zewemiisa ani azikusalidde era zivuddewa, twekengera obutwa yarabbi naye mukama yasinga okumanya.
Thanks for your presentation Mr Sabazonto
Thanks sabazonto okutuletela Mzee Magala again and again
Such a caring father thnx for being their for ur daughter
Mwebale kutuweereza tusiima nyoooo tusaba omukama abawangaaze🙏
I salute you Ssabazoto mbu funa mkwn gwo afune abanywa nga gweee bwowonya hmmmm 😅
Asalam aleikm warahumatulahi wabarakathu
Waliahum musaalam
Banange mwebale Kuwereeeeeeeza gwanga....
Ebyo ebyafaayo biri gassa Uganda e'yenkya❤❤
Our mze Magala naye gwe ate tolina ntondo
Sabazonto mzeei magala agambye mbu omukazi mukwane😂😂😂😂mbu mutokote😅😅 naye
mwebale tuswankulira ba dear.
😂😂
I just love the old man's analysis 😂😂😂
Ssabazonto mbuuliza muzeeyi oba yali afunyeko ennyama etawoma kuba buli jebaleeta agamba erabika okuwooma😂😂😂😂
Sabazonto oje otwalireko muzeii magala abasajja nga basatu balye bona ku nyamba eyabawelako eyinza okuwoma.
My perfect combo. Banange Julius mbade ntesa. Tugulewo something that is similar to nkoba zambogo nga temulimu "babitibwa kwawula tufune ba mzee magala, naduli nga bakyali balamu tusomesa abaana batu obuwangwa nenono nga bakyaliwo banange Jakana yaffa ne information yaffe yonna! Ffe tulina okwebulula teli mulala agenda kutasa buganda
Ensongayo eri eggumba naye bannakiriza?
@@ireneshakira7577 baani okukiliza mukwano
Mulongo wano mu Oman... Muzeyi magala nange emyezi nga 2 kyenaliko omawan yamala ennaku 3... Mu ddwaliro tanazala... Ndi wala hooo n'awulira nga omutima gugira okuvamu.
Neekirala, mwami kidoomoole buli kalango mukawandiike mumanye abantu muleme kubeerabira muzeeyi magala ajjukira bapya abakadde agenda abeerabira, kati aisha furniture mulwawo okumukoonako, muzeeyi magala muwandiikire obulango bwonna
Mr magala bajakukuba oluyi gwe byoyogela mukyalawo abiwulila
MATABAKI means Magala Tazzinwawo Balikyewuunya Kitasimbwa, thanks for the show my bizonto
Kituufu
Yo right
Salam aleikum emboozi ya kojja wange magala njinyumilwa naye okulya nga ayogela it irritates me munsonyiwe simanyi bwekiyitibwa muluganda ate netonda naye okulya nga
Big up mzee magala please
Asalaam aleikum warahumaturahi wabarakatuh
Naye Shani onsesezza😂😂 avako naki wama lemelako mzee atubulile 😅😅😊
Nankyenga ali wa
Okufanana ssiruganda
😂😂😂mbu sabazonto fala😂😂😂
much love to you muzeei
Wabula Julius ogambye otya sebo ? Mzee magala afune omuntu ayigiriza abantu okunywa omwenge nga ye bwaguvumula 😂😂😂😂😂😂😂😂😂 wabula nfwa 😂😂😂😂😂😂,
This Man Is Funny
Muzeyi magala nva Ku Obote sebo, Museveni yatalina kubeerawo Kuba kuvada nga Museveni yatawanya bana Uganda
Mbadde 😂 manyi bakebera simu yange yokka.lati ka ngume
😂😂😂😂abakazi bakambwe ennaku zino
Mbalabye banange mujebale gyona.
Nsinzidde magombe nate😢😢😢
Eeh may God heal u
Mzee Magala ne Ssabazonto webale kuwereza mbuuza kyava kuki Late Milton Obote okumutuuma kawenkene.
Yattanyo abantu mu regime eyo
Sserwanja nkuramusiza taata ...gamba magara mbuno ampe Nandawula oyi gwe omuganye
Ssemakula Owekitalo ye jjaja nge agalamidde ensanji
Mzee magala, nte yakuna
Naye ddala ddala ENFUDU eyo lwaki teddamu neera neeyogera 😂😂😂😂
Hahahaha Mzee magala toyaga kuleka mukomagogwo
Ssabazonto tudayo ddi ku Ssomero ery"abyafaayo mu Government ya Uganda mu District ye Luweero
Mwebale kuwereza
Ssabazonto musime ekinya muyiwemu Amanda kwemuba mwokyera enyama than enku zileta omuka mungi
Mzee Magala kukya kabaka awo tuli wamu
naye muzeyi magala owoomesa ennyama yalabbi. i am already thinking about roasting one with my family nga wetunyumyamu
Waliwo akayilingu akagambye mbu sabazonto ne team ye mulidde embuzi za Muzeeyi magala mugenda zimalawo
Lelo magara tayise ku'nankyinga
Muzeyi Magala ffe tukuyigirako buli olukya. Webale nnyo okutuyigiriza kituffu abaana, ssente n'obulamu tobinenyeza muno
Guyz your voice are so low.. 😢
Frdom
Mayiga twagala kabaka waffe mubwangu ddala totusiriwalirako tuwe kabaka waffe munyarwanda gwe, mulodokayi gwe, wasanya gwe mayiga twagala kabaka waffe mubwangu ddala.......lekeraw'o kulima limba obuganda nti wayogende ssabassajja kabaka nga otusiriwazza mayiga twagala ssabassajja kabaka waffe......ogyakumu leta , ogyamu tanaka ssabassajja kabaka mpologoma , lukwomwa nantawetwa.........tasagibwako...........
❤
❤❤❤
Naye muzimbe ku kyoto ekyo mulembe. Naye mzeii omwana tayina Bbawe gwe wetolola ? Bawe ne bamulamu nyazalawe
Lwaki okomba engala otyo naye mzee
❤❤❤❤
Olimutufu nyo nyo Muzzeyi magala omuntu teri amwona yeyononayeka kubanga naffe abamu tubandeko n'abantu banywa omwenge ne sigala naye netutabinywa obera nemukwano gwo nga mwenzi naye netutenda n'olweky'obuntu teri amwonona yeyonona yeka...............
Muzeyi magala nze nsaba otuwe obusanbatuko bwona obwali mu buganda .mpulila enumba zaali nga 8
muzeyi magala webale kusomesa gwanga saluvador ekazo
Wabula abantu mwena abagulira Mzee Magala enyama omukama akubabalire abawe omukisa
Shans questions were so good
Hahahahahaha!!!
Kati elindaki okwogela
😂😂😂😂😂😂😂😂😂
😂😂😂
Nup oye
Oye
Lumbuye yabagamba nti oyo Nabosa sebugwawo ono aliwo yeyawa obutwa
It's not interesting eating while talking, it's not funny at all
𝐧𝐲𝐜 𝐬𝐡𝐨𝐰
I just love the old man's analysis 😂😂😂
So informed